
Omulambo gw’abadde minisita w’ebyamakolero, James Mutende gutusiddwa ku kanisa ya Allsaints e Nakasero.
Olunaku lw’enkya omulambo gwakutwalibwa mu palamenti ku lunaku olwokusatu.
.
Okusinziira ku minisita w’ebyamasanyalaze Irene Muloni omugenzi era bakumusabira ku kisaawe kya Cricket e Mbale nga era ku lunaku lwelumu wakukubibwako eriiso evvanyuma ku ssomero lya Mafudu Primary school.
Omugenzi wakuzikibwa ku lunaku olwomukaaga mu disitulikiti ye Sironko.
Mutende y’afudde ku olwomukaaga oluwedde mu maka ge e Lukuli.