Poliisi yewozezzaako ku bantu bebakubye amasasi mu disitulikiti ye Kasese olunaku lw’eggulo.
Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agamba nti poliisi y’abadde egezeeko okunoonyeereza za ku Julius Kule agambibwa okubeera omutemu , era nga yabade yekwese mu Lubiri lwomusinga, wabula kyababuseko okulba nga abakuumi bomusinga babambalide mukavuvugngano abantu 2 nebatibwa, nga kwogase nabakuuma dembe 2
Enanga agamba nti sikituufu nti police kati yeetandise okusosonkereza abamba nga abamu bwebamagamba, wabula yyo police kyetega agyemirembve
Kati ono agamba nti newankubade guli gutyo, yo police yakugenda mu maaso nga eyigga abamenyi bamateka.