Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Abba ez’obugaali bakaligiddwa

Eyali omuwandiisi w’enkalakkalira mu minisitule ekola ku gavumenti ez’ebitundu John Kashaka  asibiddwa emyaka 10 n’ennaku 10. Ogumuvunaanibwa kwezibika nsimbi za kugula bugaali bumaanyi ga kifuba obwaali obwa ssentebe b’ebyaalo. Omulamuzi Catherine Mpagi Bamugemereirwe agambye nti Kashaka era tajja kuddamu kuweebwa mulimu mu gavumenti Kashaka alangiddwa okuzza Kashaka ne banne abalala bataano beekobaana nebayisa obuwumbi 4 mu kkampuni emanyiddwa nga…

Read More

Akulira Uganda management institute avunaaniddwa

Akulira ettendekero lya Uganda Management Institute Deo Lukoji Bbosa aguddwako emisango gy’okufiiriza ettendekero lino obukadde obusoba mu 200 , bweyekobaan nebane okubulankanya ensimbi z’esomero Getufunye goole nga ono okukwatibwa bweyewadeyo yekka mu mikono gya police Kigambibwa nti ababiri bano beewa ssente z’okugula emmotoka, ne ssente z’obusiimo obwenjawulo mungeri eye’ekyeyononero. Wabula omulamuzi wa kkooti ewozesa abakenuzi Sarah Langa ono…

Read More

Essomero eryakutte omuliro liggaddwa

Agava e mbale gooleka nga  essomero elyaakute omuliro abaana basatu nebafiirawmu  bwerigadwa. Abakulira essomero lino elya Mbale comprehensive ss  nga bali wamu ne poliisi ,basazewo baligale wiiki namba nga n’okunonyereza bwekukyagenda maaso ku kiki ekyaviiriddeko omuliro guno saako n’okwongera okubudabuda abayizi abaafunye ensisi Olunaku olw’eggulo ebiwoobe byasanikidde essomero lino oluvanyuma lw’omuliro okukwata ekimu ki bisulo by’abayizi i…

Read More

Omugejjo gutabudde abazungu

Omugejjo gutabukidde abazungu nga kati balabye biri bityo nebatandika okukugira obulango obutumbula emmere n’eby’okunywa ebiwoomerera era ebirimu butto. Obulwango bw’ekika kino ssibwakuddamu kuyita misana oba okuva bbalaza okutuuka ku lw’okutaano. Obulwango buno bagenda kubuwera mu bibanda Mu ggwanga lya Mexico , abantu abakulu ebitundu 70% n’abaana ebitundu 30% beebazito ekiyitiridde  

Read More

Siirimu wakukendeera

Essuubi litandise okulabikako nti obulwadde bwa mukenenya buggya kuba bukkakkanyiziddwa omwaka 2030 wegunaatuukira Bino biri mu alipoota eyafulumiziddwa ekibiina ky’amawanga amagatte ekikola ku bulwadde bwa mukenenya Alipoota eraga nti omuwendo gw’abantu abafuna obulwadde bwa Mukenya n’abafa guzze gukendeera Wabula ekibiina kino kigamba nti kino ssikyakujjira ku mukeeka nga kyetaaga kukola nnyo okulaba nti kituukirira n’obutaddirira. Wabula kkyo ekibiina kya…

Read More

Obukiiko bw’ebyaalo buyambeko

Obukiiko bw’ebyaalo obukola ku byobulamu busabiddwa okukolagana n’abasawo kko n’abakulembeze abalala okusomesa abakyala abalina akawuka ka Mukenenya ku ngeri y’okuzaalamu abalamu. Mu ngeri yeemu era bano basabiddwa okusomesa abakyala ku ndwadde z’ekikaba Omukwanaganya w’emirimu mu kibiina kya Mayanja memorial foundation ekiri e Ibanda Juliet Kyomuhendo y’akoze okusaba kuno bw’abadde aggulawo eddwaliro lye Bufunda health center three. Kyomuhendo asabye…

Read More

Ayita bukunya

Abakozi ne bakasitoma ku garage emu mu Poland enviiri zibavudde ku mutwe, omukyala abadde obuswa bw’abakyaliddeko ku kkolero lyaabwe Omukyala ono alinze bulungi ng’asimba mu lukalala lw’abakolebwaako Omukyala ono avudde mu motoka ebadde enywa amafuta n’akyaama ku kaduuka akali okumpi ne garage okugula eby’okulya n’okunywa Abasajja beebasinze okumunyumirwa era nga bangi balabiddwaako nga bayiika amalusu n’okusakaanya.

Read More

Amateeka amapya mu kibuga- okuwanda musango

Kampala capital city authority evuddeyo n’amateeka amakakali kyokka nga gano galiko n’emisolo eri abanagamenya. Okukuba engombe wekitetaagisa kati osasula emitwalo 3 ate okusimba awantu emmotoka n’olwaawo nga tolina ky’okola era osasula emitwalo 3. Okuwanda mu kibuga osasula emitwalo 3 , okufuuwa sigala mu kifo webatamunyweera nakyo kya mitwalo esatu ate okutikkira ebweru wa paaka omuntu asasula emitwalo…

Read More

Maama Fiina bamutankana

Akulira abasawo b’ekinnansi Sylvia Namutebi ng’ono amanyiddwa nnyo nga maama fiina alebuukana na gwakweyita na ky’atali. Waliwo ekibinja ky’abasawo b’ekinansi nga kiri wansi wa Uganda Neddagala Lyayo ekigenz mu palamenti nga kyesamba maama fina era nebawakanya n’ebirowoozo byeyawaayo ku kusaddaaka n’okuwamba abaana. Bano bakulembeddwaamu Margaret Kyomuhnagi abalumiriza nti maama fina ssiyemukulembeze waabwe

Read More

Abasomesa batabukidde KCCA

Abasomesa abakolera mu masomero agaddukanyizibwa KCCA bongedde okutabuka nga bataddewo nsalessale wa nnaku 3 okufuna omusaala ssinga bigaana bakussa wansi ennoni. Kino bakituseeko mu lukiiko lwebatuddemu n’abakulu mu KCCA olunaku lwaleero Abasomesa bano obutawukanako na basawo bagamba nti tebannafuna misaala kati emyezi esatu ate nga tebalina kunyonyolwa kwonna Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti bakakafu nti ensonga…

Read More