Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Temusiwuuka mpisa

Ababaka okuva mu Buganda basabye abavubuka mu Buganda okubeera ab’empisa baanirize buli mugenyi ajja gyebali kubanga ennono bw’egamba Bino bizze ng’abavubuka kyebajje bangoole omukulembeze w’eggwanga bweyali mu lubiri ku mikolo gy’amatikkira Ng’ayogerako eri bannamauwlire ku palamenti, akulira akabondo k’ababaka okuva mu bBuganda Godftrey Kiwanda atgeezezza nga buno bwebuli obusiiwufu bw’empisa era nga tekisaanye kuddamu kulabikako Kiwanda asaye abantu…

Read More

Centenary Banka ku za bavubuka

Banka ya Centenary evuddeyo n’ewakanya ebigambibw anti bagaba bubi ensimbi ezaali ez’okukulakuanya abavubuka mu kampala. Banka eno yaweebwa obuwumbi 3 n’obukadde 350 okugabira abavubuka kyokka nga bangi basigala mabbali olw’ebyo ebyalai bilina okukolebwa okufuna ku ssnete zino. Akulira ekiwayie kikola ku kutandikawo bizness, Beatrice Lugalamboagamba nti waliwoa makubo amalambulukufua gassibwaawo eria bantua bagaala ssente nga gano gavumenti…

Read More

Omukyala afumbiddwa 2

Abasajja babiri mu ggwanga lya Kenya bassizza omukono ku ndagaano okuwasa omukyala omu. Omukyala onoaludde ng’akyanga abasajja bano bombi okumala emyaka egisoba mu ena era nga yalemererwa okulonda Sylevester Mwendwa ne Elijah Kimani bakkiriziganyizza okusula mu nju yeemu okukuza abaana beebanazaala mu mukyala ono. Bannamateeka bagamba nti abasajja bano obufumbo bwaabwe bujja kukirizibwa mu mateeka ssinga bakizuula nti…

Read More

Muwandiise amasimu

Abatannawandiisa masimu gaabwe obudde bubawuubidde akatambaala Akakiiko akakola ku by’empuliganya kagamba nti ku luno tekagenda kuttira Muntu ku liiso ssinga ennaku z’omwezi 31 omwezi guno ziggwaako Minister w’ebyobukuumi Muruuli Mukasa agamba nti abantua baweza ebitundu 8 ku kikumi beebagenda okugyibwaako wiiki eno

Read More

Okunywa sooda kulalula abaana

Abazadde abawa abaana soda muwulire bino Ng’gyeeko eky’okulwaaza abaana bano, abasawo b’abaana bagamba nti abaana abanywa ennyo soda balwaana nnyo era nga kino bakitandika bakyaali ba myaka 5 Abaana n’abazadde mu ggwnaga lya America beebakoleddwako okunonyereza kuno.. Abaana bano yadde batandika okuagoberera nga bakazaalwa, eby’okunywa soda babitandika bawezezza emyaka 5 Kyazuuliddwa nti abaana abanywa soda emirundi ena olunaku babadde…

Read More

OKukogga kisoboka

Abantu bano baggwaamu amaanyi nga bagejjulukuse. Naye obadde okimanyi nti buli Muntu asobola okukogga okutuuka ku size gy’ayagala. Obujulizi buva eri omusajja amanyiddwa nga Tim Mc Carty eyali aweza kilo ezikukukkiriza mu 200. Omusajja ono yali afuukidde ab’omu maka ge ettalo era batandika okumwesamba omuli n’abaana be Kino kyamuyisa bubi kyokka kyamuwa amaanyi okutandika okusala amasavu Yasalawo okutandika okutambula nga…

Read More

Kokoolo w’emimiro alina akakwate ku kusenya

Wazze wabaawo okukubagana empawa ku ngeri kokoolo akwata kokoolo wa Nabaana ate gy’akwatamu abasajja Kino kyatandika oluvanyuma lw’omuzannyi wa filimu Michael Douglas okufuna kokoolo we mimiro  nga tamuggye mu kunywa sigala oba mwenge wabula ku mukyala we Omusajja ono yategeeza nga bweyali yenywegeera ne mukyala we nga kiteberezebwa nti gweyaggyako obulwadde buno. Bangi okuva olwo bakiwakanya ate abamu…

Read More

Endya y’abaana entuufu

Abakola ku by’endya mu ddwaliro e Mulago bagaala nsimbi ezinabayamba okusomesa abakyala ku ndya entuufu ey’abaana Omusawo omukugu mu byendiisa, Florence Nalubowa agamba nti balina bingi byebamanyi ku ndya entuufu nate nga tebalina busobozi butuuka mu bazadde abeetaaga amawulire gano Nalubowa agamba nti kino kikosezza nnyo abaana olw’endwadde ezitaggwa Abaana emitwaalo 36 n’ekitundu beebakonzibye olw’endya embi mu Uganda.

Read More

Embaga ya ba dikuula

Mu bulamu buli muntu yetegekera embaga era nga bangi batetenkanya okukola ekisinga okuba ekirungi. Mu ggwanga lya Bungereza, waliwo embaga emenye nemiti. Oyinza okulowooza yabagagga fugge, naye nedda mbaga yabadikuula. Omwami Billy Tedeski ne kabiitewe Patty Kulwicki nga bonna bakola gwabwadikuula wamma banyumiddwa embaga . Bano bombi bambadde nga badikuula olwo nebekola obusolosolo nga abali mu ku mulimu gwaabwe…

Read More

Abatembeeyi batabukidde KCCA

Nga KCCA eyongera okutabukira abatembeeyi nabo bagiddizza nga bagamba nti tebawadde butale mwakukolera Wansi w’ekibiina ekibagatta, abatembeeyi bano bagamba nti KCCa yabategeeza nga bweyabafunira emidaala mu katale ka USAFI kyokka nga ssikituufu Bano abgamba nti emidala agino gyabeeyi abamu nga tebalina na kapito aweza nsimbi zoogerwaako Abakulira Hassan Magala agamba nti kati bagenda kwekunga bawambe emidaala mu katale…

Read More