Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

FDC ssiyakusimba wa Sejusa mu Lutalo

Ab’ekibiina kya FDC bagamba nti tebasobola kusimba mabega wa Muntu yenna alina enteekateeka ezireeta enkyukakyuuka ng’ayita mu ntalo Akulira ekibiina kino Mugisha Muntu agamba nti yadde akimanyi nti gavumenti eno mbi, omuntu yenna okugisigukulula alina kuyita mu mateeka.. Muntu abadde addau bibuuzo ebyekuusa ku wa ekibiina kino wekiyimiridde kuGen David Sejusa n’enteekateeka ze Muntu agamba nti ekibiina ky’akulira…

Read More

Abalala bafunye omusujja gw’enkwa- Kuliko owe Nansana

Omuntu omulala kikakasiddw anti alina omusujja oguva nkwa z’omu nsiko ogumanyiddwa nga Congo Crimean Hemorrhagic Fever. Ono ali mu ddwaliro e Mulago ng’agyiddwa Nansana Yasin Kalungi yeeyali bba w’omukyala eyafa obulwadde buno sabiiti ewedde Omwogezi w’eddwaliro lye mulago, Enock Kusaasira agambye nti omusajja ono mu kadde kano bamwawudde nga bw’ajjanjabibwa Bakuddamu okumwekebejja kyokka ng’ate ab’oluganda lw’omukyala eyafa abalala 3…

Read More

Pikpiki zonna zakuwandiisibwa- Aba Boda balwanye

Kampala capital city authority efulumizza enteekateeka namutayiika mw’egenda okuyita okuwandiisa piki piki mu kampala. Piki ezigenda okuwandiisibwa zeezikola bodaboda n’ezo ez’obw annayini Omulimu gwakutandika nga 19 okutuuka nga 22 ate nga bbo abalian ezitakola boda bawkongerwa wiiki okuziwandiisa Akulira abakozi mu kampala, Jennifer Musisi agamba nti abagoba ba bodabobda bonna bagenda kuweebwa enamba ezigenda okuwandiikibwa ku bikabuuti byaabwe…

Read More

Kiprotich alidde nga mulimi

Embeera eyongedde okutereera eri omuddusi Stephen Kiprotich President Museveni amuwadde emmotoka ekika kya Mitsubishi Pajero n’enyumba President era abaddusi bonna abagenda e Moscow mu gya babinyweera nabo abawadde obukadde kkumi buli omu. N’oluguudo olugenda ku kyaalo kiprotich gy’ava lwakukolebwa n’obuyambi okuva mu banka y’ensi yonna. President okukola bino abadde asisinkanye  ekibinja ekyakiikirira Iganda mu mpaka zino mu Russia. President agambye…

Read More

Basibaganye enkalu

Kawefube w’okusendasenda abasomesa be Makerere okudda ku milimu agudde butaka Olukiiko oluyitiddwa akakiiko akaddukanya etendekero n’abasmesa lwabuuse tewali kituukiddwaako. Owmogezi w’abasomesa bano Louis Kakinda agamba nti bategese olukiiko olulala ku lunaku lwa balaza okugenda mu maaso n’okuteesa Kakinda wabula agamba nti musanyufu nti ab’ettendekero bakkirizza okuteesa Abasomesa bano bassa wansi ebikola nga bagaala kwongeza musaala ebitundu 100 ku 100.

Read More

Emboga gaggadde

  Buli omu yeeyagalira mu mulimu gwe. Abafumbi kkumi beewaddeyo okufuna emboga eyakasinga obunene mu nsi yonna Emboga eno bagenda kugisalsala baggyemue sowaani z’enva kkumi. Emboga eno eyakula n’ewola yalimwa omusajja amanyiddwa nga Peter Glaze brook  mu ggwnaga lya America. Emboga eno bukyanga bagikungula nga bangi bagiraba mu ngeri yekyewuunyo nga kat bagaala kupiam okulaba oba eyinza okuliisa abantu bameka  

Read More

Embeera teyerarikiriza

Ministry y’ebyobulamu egamba nti yakulangirira ng’eggwnaga bweriweddemu ekirwadde ekyefananyirizaako ekya Ebola ekimanyiddwa Congo Crimean hemorrhagic fever. OMuwandiisi ow’enkalakkalira mu ministry y’ebyobulamu Dr Asuman Lukwago agamba nti kino bajja kukikola ssinga tewabaawo Muntu yenna addamu kufuna kirwadde kino. Omuntu omu yeeyakafa ekirwadde kino ate omulala akyajjanjabibwa mu ddwaliro lye Kalongo Ono wabula asabye abantu okwewala okukwata mulala mu ngalo…

Read More

Embwa ewadde KKapa omusaayi

Embwa ne Kapa bimanyikiddwa nnyo olw’obutakwagana naye nga zino zanjawulo. Embwa erabye nga Kkapa eva olw’obutaba na musaayi yewaddeyo nebagyijjako omusaayi okutaasizza kkapa eno KKapa eno okubeera obubi emaze kulya butwa bwa mmese era nga babadde balina okugikyuusa omusaayi okugitaasa   Abasawo banguye okujjako embwa eno omusaayi olvanyuma lw’okuzuula nti emisaayi gy’ebisolo bino gikwatagana      

Read More

Musasule empooza

Abakulembeze mu katale ka St Balikuddembe abanagaana okusasula empoozi banawoleza walala Omwogezi w’obukulembeze bw’akatale Wilberforce Mubiru agamba nti bagenda kufuna kkampuni egenda okutandika okusolooza empooza ng’atasasule babajja okumukolako Kino kiddiridde ebippappula bi kiro kitwaala omunaku okusuulibwa mu katale konna nga bikunga abasuubuzi obutasasula mpooza

Read More

Bodaboda zakuwandiisibwa

Ekitongole  kya KCCA kimalilizza entegeka z'okuwandikka abavuzi ba bodaboda bonna abakolela mu Kampala nga omulimu gwo okutandika okubawandika gutandika nga 9 omwezi ogugya. Akulira emilimu mu kitongole kya KCCA Jennifer Musisi agamba nti bamalirizza okukwatagana ne polisi ye bidukka ,abakungu mu minisitule ye bye ntambula kko n’ebibina bya bavuzi ba bodaboda okulaba nga omulimu guno gugenda…

Read More