Abasawo mu ggwanga lya Saudi Arabia bazudde ekirwadde kya senyigga w’ebinyonyi ekyomutawaana nga kino kiva ku kawundo.
Abakugu bagamba nti akawundo kano kaava mu gwanga lya misiri ekirwadde kino gyekasooka okuzuulibwa.
Wabula wadde nga abakugu basanze ekirwadde kino mu kawundo, tebakakasa oba obuwuundo bwebuviirako ekirwadde kino okusaasanira mu bantu.
Bano bagamba nti ekirwadde kyandiba nga eno kisasanyizibwa ebisolo…
Abakugu mu byobulamu kyaddaaki bafunye esuubi ery’okuzuula eddagala eriwonya ekirwadde kya Mongoota.
Abakugu mu gwanga lya Belguim bazudde ekiriisa nga kino kizimba omubiri nekirwanyisa ekirwadde kya Mongoota mu mubiri.
Okusinzira ku kunonyereza okuva mu kibiina ky’ensi yonna ekikola ku byobulamu, ekirwadde kya Mongoota kisinga kwegirisiza mu bugwanjuba n’amasekati ga Africa.
Abantu abasoba mu 7000 beebakwatibwa ekirwadde kino mu…
Abaami b’emiruka basabiddwa okukolagana n’obukiiko obukola ku byobulamu ku byaalo okubangula abantu ku buyonjo obwetaagisa
Akulira edistrit ye Mbarara, Deus Tumusiime agamba nti obuyonjo buva ku mitendera gya wansi ng’obukiiko buno busobola okuyambako mu kusomesa abantu ku mbeera entuufu ey’okubeeramu
Ono okwogera bino abadde ayogerako eri abantu ne Bubaare ku ssaza lye Kashair ku ngeri y’okukuumamu obuyonjo
Kawefube…
Enteekateeka zikoleddwa okwongera ku basawo abazaalisa mu ggwanga.
Okunonyereza kulaga nti Uganda erina abazaalisa 44000 bokka.
Akulira okuwandiisa abasawo abazaalisa John Wakida, akkiriza nti ddala kituufu abazaalisa tebamala kale nga basaana okwongerwako.
Wabula ate ono ategeezeza nga gavumenti bw’etandise kawefube ow’okuwandiika abasawo abalala.
Waliwo okutya nti ekirwadde kya Cholera kyandilumba abomu district ye Amuru
Omubaka w’essaza lye Kilak, Gilbert Olanya asabye ministry y’ebyobulamu okwanguw aokuddukirira abantu ng’ekizimba tekinnasamba ddagala
Omubaka ono ategeezezza palamenti nti amataba agaava ku nkuba eyamaanyi mu kitundu kino naddala ku kyaalo Llego mu distrit ye Atyak yaleka abantu bali bubi
Amazzi galegama nenzizi nezikyafuwala kale nga waliwo…
Ono yagejja n'awola.
Alina kilo 610.
Abadde amaze emyaka 2 nga tafuluma nyumba olw'obutesobola ng'abamuddukiridde bamenye enziji okumuyisaawo.
Enyumba ye yagizimba tanaba kugejja
Wa mu ggwanga lya Saudi Arabia
Ekitongole ekikola ku miwendo gy’ebintu kigamba nti kyetaaga newabaawo okwongeza omusaala gw’abakozi bonna olw’ebbeeyi y’ebintu erinnya buli lukya
Ekitongole kino kigamba nti ebbeeyi y’ebintu buli lukya erinnya ate ng’abantu bafuna musaala gwegumu
Ng’afulumya alipoota eraga ebintu bwebizze bitambula okuva mu gw’okuna okutuuka mu gw’omukaaga, omukungu mu kitongole kino William Aguyo agambye nti ebbeeyi esinze okulinnya yeeyebizimbisibwa
Ababaka ba palamenti abatuula ku kakiiko akakola ku by'obuzimbi basazeewo okuyita senkaggale wa Poliisi Gen Kale Kaihura
Gen Kaihura ayitiddwa okutangaaza ku byayogeddwa minister Aida Nantaba nti y’akulembeddemu ababba ettaka
Nantaba yategeezezza nga buli w’alaga awali enkayaana z’ettaaka bw'asangawo omutwe gwa Kaihura naddala mu district gy’ava eye Kayunga
Ekiteeso ekiyita Kaihura kireeteddwa omubaka we Kilak, Gilbert Oulanyah ne…
Kampuni ya Monitor Publications olunaku lwaleetro ekiise embuga n’okuduukirira emilimu gya ssabasajja kabaka
Abakozi ba Monitor publication etwala Dembe FM batutte obukadde 2 bwebawaddeyo eri omulimu gw’okuzimba amasiro ate kko akakadde ka certificate okuddukanya emilimu gy’obw akabaka
Bano bakulembeddwaamu akulira kkampuni eno Alex Asiimye ategeezezza nga kino bwekikoleddwa okwongera okukwatagana n’abantu byebagaala okuva lwekiri nti Monitor b’ewereeza
Omwogezi…
Tiketi z’okulaba omupiirta gw’ensi yonna ogugenda okubeera mu Brazil zitandise okutundibwa
Abagaala Tiketi zino bagenda ku mukutu gwa FIFa ogwa Internet
Abateesiteesi bakukubisa tiketi obukadde busatu mu emitwaalo 30 nga bagerageranyizza ku bantu abasemba okulaba empaka zino mu South Africa mu mwaka gwa 2006
Tiketi zino zigula wakari w’emitwaalo 5 n’ekitundu eri bannansi ba Brazil ate ng’abava mu…