Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Teri kuddamu kusima makubo

Aba kampala capital city authority bayisizza amateeka amapya eri kkampuni z’amasimu Kkampuni zino ssizakuddamu kusima makubo kuyisaamu wire okujjako nga bakkirizza okuddabiriza amakubo gebasima Kino bwekigenda okubeera ne ku miroongooti. Ebiragiro bino bissiddwaako omukono gw aminister wa kampala. Frank Tumwebaze KKampuni zino kati okusimba emirontii zakusooka nga kufuna lukusa okuva eri KCCA Eky’emirongooti kkyo kiliko ne zigenerator eziwogganira abantu ababeera…

Read More

Sejusa tukyamuwenja

Amaggye g’eggwanga ga UPDF gakukozesa gavumenti ya Bungereza okulaba nti Gen David Sejjusa abonerezebwa Omwogezi w’amaggye g’eggwanga lt Col Paddy Ankunda agamba nti Gen Sejusa ebigambo by’ayogerera gyaali bissa eggwanga ku bunkenke nga kikyaamu okumuleka ng’abisabula kyeere Ankunda era agamba nti ssinga palamenti agaana okumwongera oluwummula, bakutandika ku kawefube w’okukola ku nsonga ze

Read More

Teri mulwadde Mulala

Ministry y’ebyobulamu ekakasizza nga bwewatannabaawo Muntu yenna mupya akwatibwa ekirwadde ekyefananyirizaako Ebola ekyalumba ab’omu district ye Agago. Ekiwandiiko ekivudde mu ministry eno kiraga nti omuntu alina obulwadde buno akyaali omu ng’ajjanjabibwa mu ddwaliro lye Kalongo Abantu abalala omukaaga abaali baweebwa ebitanda nao basiibuddwa oluvanyuma lw’okubekebejja okumala ennaku mukaaga nga tebalina kirwadde kino Katia ba ministry banoonyereza ku bantu…

Read More

Kiprotich azzeemu okuwangula zaabu

Stephen Kiprotich azzeemu okuwangula zaabu mu mpaka z'omutolontoko( Marathon) Ono afuuse ow'ebyafaayo ssi nti kubanga muddusi mulungi kyokka wabula nti ne mu ggwanga akoze ekyafaayo. Ye muddusi ow'okubiri okuwangula omudaali gwa zaabu ogw'omuddiringanwa  nga ku luno addukidde essaawa bbiri n'edaakiika mwenda n'obutikitiki 51. Omwaka oguwedde, Kiprotich yanazaako Uganda ennaku bweyawangula omudaali gwa zaabue myaka 40 nga Uganda eviiramu…

Read More

Ba malaaya bazisonda

Gwe abadde alowooza nti bamalaaya tebalina mugaso wulira bino. Mu amerika banenga kaboozi era nga bazanya cinema z’obuseegu basazewo bazine ekimansulo basonde ssente baziwe abantu abali mbu mumbeera embi. Bano bakyekoze mu baala emu era nebayoola mudidi ensimbi zino era nebaziwayo. Bwobera gwe ozikiriza, nze nawe.

Read More

ABkugu basindikiddwa mu Agago

Ministry ekola ku byobulamu emazze okusindika ekibinja kyabakugu mu district ye Agago  nga kino kigenda kunonyerezza ku kirwadde ekyabaluseewo mu district eno . Bwabadde ayogerako eri banamawulire, DR issa makumbi nga yakola ku ndwade ezigwawo ,atutegeezeza nti  omuntu omu akaaksidwa okubeera nekirwadde kino , mukaaga bakyanonyerezebwakko ,songa waliwo nabantu 2 abaafa bebagala okumanya ekyabatta . Kino ekirwadde…

Read More

Abasomesa be Makerere bakaaye

  Abasomesa be makerere nate batabukidde banabyabufuzi, nga bagamba nti bano bebalemesezza okubongezza ku musaala nga bwebasaba . Muhammed Kiggundu nga yye ssentebe wekibiina kya MUAS ekitaba abasomessa bano , agamba kyebasaba sikinene ,kubanga bbo basaba ebituntu 100% ku nsimbi ezikunganyizibwa mu tendekero lino munda  sosi mu govt. Bw ‘atuuse ku byayogedwa omukulembezee we gwanga, kigundu agambye nti…

Read More

Bbaala y’abali obukunya

Ebbaala abantu gyebagenda mu nga bali buswa eyagala kwongeramu binonnoggo Ebbaala eno esangibwa mu Bungereza abagendayo batuula nebakuba akaboozi nga bali bukunya nae nga teri yesisiswalamu Nnanyini kifo kino ekili mu Birmingham agamba nti kati ayagala bamukkirize aguze ba customer be omwenge kubanga bagumusaba Omusajja ono alinze kuddibwaamu ab’obuyinza okulaa oba atandika okuwa ba customer be mwenge basobole…

Read More

Uganda Cranes yakugumba e Butuluuki

  Timu y’eggwanga eya Uganda cranes yakugumba mu ggwanga lya butuluuuki nga yetegekera okusamba omupiira gwaayo ne Senegal Omupiira guno gwegwokusunsulamu abagenda okwetaba mu z’ekikopo ky’ensi yonna Omutendesi wa Uganda, Mich agamba nti okussa abazannyi bano mu nkambi kyekyokka ekijja okuyamba abazannyi okwetegeka Omupiira guno gwakubeeraw nga 7 omwezi ogujja

Read More