Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Atateesa talya

Ababaka abatali bamu mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga bateekateeka kuyisa kiteeso nti omubaka asasulwe okusinziira ku milimu gy’akola Ababaka okuli Paul Mwiru, Joseph Ssewungu , Peter Okeyo ne Lulume Bayiga Agamba nti ababaka bangi omusaala balya gwa bwereere nga tebalina kyebakola Bano abagamab nti ku babaka 376, ababaka 200 bokka beebetaba mu ntuula ate nga bafuna ssente Bano ensonga eno…

Read More

Loodimeeya ssiyayatupika

Abasuubuzi ba Kaciita bawakanyizza ebigambibw anti loodimeeya yeeyabapikamu omuliro obutasasula misolo. Ng’alabiseeko mu kakiiko aakanonyereza ku kwemulugunya kw aba kansala 17, Omwogezi w’abasuubuzi Issa Sekitto agambye nti bagaana okusasula emisolo kubana gyaali mikyaamu sso ssi nti kubanga babalagira Ssekitto agambye nti basisinkana ng’abasuubuzi nebateesa obutasasula misolo kubanga gyaali gibanyunyunta Yye akulira ba dereeva ne ba condakita, Mustafa Mayambala…

Read More

Police yeddizza eby’okwerinda

E Makerere police yedizza ebyokwerinda ku tendekero lino nga kino kidiride okugalwawo akawungeezi akayise . Adumira poliisi mu kampala n’emirirano  Andrew Felix Kaweesi wano era walabulidde akulira abayizi be tendekero lino ,obutagezaako kukunga bayizi banne kwekalakaasa okutabangula atendekero. Kaweesi Agamba poliisi ssi yakukiriza bantu balala kuyingira munda ,okugyako abakola mu zibank eziri munda, abalongoosa nabakulira ettendekero lino. Wabula…

Read More

Kasattiro

Wabaddewo akasattiro ku kizimbe kya superior complex mu kampala , ekizimbe bwekitandise okuyiika ng'abantu bakola egyaabwe Kigambibwa okuba ng'ekizimbe kino eky'omugagga Bosco Muwonge kibadde kyayabika pipo y'amazzi olwo nekinafuwa Abasuubuzi bagamba nti babadde bakola milimu akawungeezi, bagenze okulaba ng'ekizimeb kitandise okuyiika era nebakubira mangu poliisi esitukiddemu . Ekizimbe kino kigaddwa kyokka nga kubadde kwezooba olw'abasuubuzi obwedda abalwnaira emmaali…

Read More

Waddanga bimusobedde

Omusajja eyetankidde enkagaali amalirizza ngagudde mu kipipa kya kasasiro ng’akiyita obuliri Omusajja ono abadde ali mu kwewumuzaamu era ng’akola byonna by’ayagala omuli n’okusiiba ng’awuuta abide Abakungaanya kasasiro on bamukimye nga bulijjo nga bamaze okumubikkako kyokka bagenze okuwulira enduulu ng’asaba obuyambi Poliisi ezze n’emutaasa kyokk ang’agguddwaako musnago gwakufuuka kyetere  

Read More

KCCA efiirwa buwumbi

Ekitongole kya KCCA kifiirwa obuwumbi 3 buli mwezi okuva lwekyaggala ofiisi z’ekitongole ekikola ku by’ettaka Bino byogeddwa akulira ekitongole kino Yusu Nsibambi bw’abadde alabiseeko mu kakiiko akabuuliriza ku kiwandiiko ekya ba kansala abagaala loodimeeya egyibweemu obwesige Nsibambi agambye nti akulira abakozi mu kampala Jennfier Musisi yayita dda w’alina okukoma ekikosezza emilimu gyaabwe Nsibambi agamba nti bamunyigirizza nnnyo ng’atuuse…

Read More

Katemba ku container village

Wabaddewo katemba atali musasulire ku container village mu kampala, abasuubuzi bwebatabukidde munaabwe gwebagamba nti aludde n’abasoloozaamu ensimbi Kaddu mwesigwa y’abadde akulira abasuubuzi kyokka ng’olwaleero poliisi bwekyaddeko mu kitundu kino yekukumye oluvanyuma lw’okuzuula nti bamugudde Abasuubuzi balinnye mu Kyoto nebamulangira abakulembeze baabwe obubbi Ettaka eryogerwaako ekizimbe ekiriko kya mugagga  John Ssebalamu naye abaddewo mu Lukiiko olwetabiddwaamu aduumira poliisi mu…

Read More

Okusoma obubi kiva ku bwongo

Kizuuliddwa nti omwana okumukolako scaani ku bwongo kiyinza okuyamba okutegeera oba alina owbongo obulwaawo okukwata Ekiinja kya bannasayanzi okuva mu America beebazudde bino Abaana bangi baba n’obuzibu mu kutegeera ebintu mu kibiina naye nga kiva ku bwongo Ssinga abaana bano embeera eno ebalabwaamu nga bukyaali esobola okuwonyezebwa yadde nga tewabaddewo nkola eyinza kuyamba kumanya kino Abasawo bagamba nti ekya…

Read More

Endwadde y’omutima mu banene

Abaana abazaalwa abazadde abayitiridde obunene bali mu bulabe bw’okufuna obulwadde bw’omutima Abanonyereza mu ggwanga ya Scotland bagamba nti abaana ebtundu 35 ku kikumi beebafa endwadde y’obutima ng’abasinga bamala kukula era nga kizibu okutegeera gyebaggya obulwadde buno. Bulijjo wabaddewo ebigambibwa nti obulwadde bw’omutima busobola okuva ku muzadde okudda ku mwana nga kati kino kikakasiddwa Mu ggwanga lya Bungereza, buli…

Read More

Batono abagemebwa

Abakugu mu nsonga z’abaana bakutandika okubangula abantu ku kalungi akali mu kugema abaana Kino kigendereddwaamu kukendeeza muwendo gw’abaana abatagemebwa Mu ggwanga lyonna, abaana emitwalao 50 ssibagemese era nga bali mu bulabe bw’okufuna endwadde ezenjawulo Akulira ekibiina ekigatta abasawo b’abaana, Dr Jane Achan ategeezezza nga kawefube ono bw’agenda okuva mu kampala n’oluvanyuma ebune ebitundu by’eggwanga ebitali bimu

Read More