Abasajja 2 ababadde bawamba abantu nebabanyagulula ate nebabatta bakwatiddwa
Robert Muwonge omuvuzi wa spesulo e Makindye ku petro city ne Sam Kitendwa beebakwatiddwa nga bagezaako okutta Samuel Ogwa okuva e Lira
Kigambibwa okuba nga ababiri bano balina ogubinja gwebakolagana nagwo nga bawamba abantu kyokka ate nebabatta n'emirambo gyaabwe nebagisuula mu bitoogo
Omwogezu wa poliisi mu kmapala n'emiriraano, Ibin…
Bano ba officer ba police ya amerika mu kibuga califonia baka.
Bakutte diikula abadde avuga pikipiki ku sipiidi eyayiriyiri ate nga tayambadde helmet.
Diikula abadde ayambadde nga akamyu asoose kubiyita byalusaago neba officer nabawamu akapela ka Easter, wabula kimubuuseko ba offiisa olumaze okuseka nebamu kwanga ekipapula kyokuvugisa ekimama era waakusasula fayini.
Diikula ono abadde yeeyuna budde kugenda kusanyusa…
Omuzanyi womupiira Mario Balotelli tagwayo.
Buli kiseera aba ayagala kukola bintu byaawukana ku byaabalala.
Kuluno oluvanyuma lwomupiira gwebaazanye ne kirabu ya Verona, Balotelli yasazeewo kwesuubira mu nyonyi nga nkima.
Bazannyi banne webaatadde emigugu gyaabwe, evvubuka lino lyo weryaasazewo okweebaka, era lyaagenze nga mugugu wakati w'okulikuba olwaali okuva eri basambi banne nga bamwaagaliza otulo otulungi.
Omubbi abadde ava okukwakkula akasawo k'omukazi mu dduuka munda mu ggwanga lya Australia akigudeko.
Olumaze okubba , sempala ono amasuse wabula naagwa mundabiraamu ezimukubye ekigwo ye zaaabadde ayita omulyango.
Dala Kabwa kabbi kagumya mugongo kubanga obulumi tabuwulidde bwasituseewo neyeeyongerayo aleme kukwaatibwa.
Abaduukirize basoose kumuyoolayoola nga tebamanyi nti mubbi, era olusituse nateekako kakokola tondeka nyuma naamalamu omusubi.
Omusazi wensawo ono…
Police e mubende ekutte sentebe w'abasamize lwa bubbi.
Ssenganga Mpungu abanji gwebamanyi nga Jjaja Mpunguteryabire yakwaatiddwa oluvanyuma lw'embwa ya police enkonzi yolusu okutuusa abasirikale ba police mu makage ku kyaalo Katogo nebasangayo ebintu ebibbe .
Okumukwaata, police ebadde ekola ebikweekweto oluvanyuma lwababbi abamenye amayumba gaabatuuze mu kiro ekyakeesezza easter Monday nebabababba obutabalekera kantu
Aduumira police ye mubenda Enock…
Omwana ow'emyaka 2 agudde mu kabuyonjo n'afiirawo
Omwana ono nyina ategerekese nga Hadijah Khalid
Abatuuze ku kyaalo Nakitende e Igang awabadde akabenje kano bagamba nti omwana ono yeemuludde ku nyina ng'eno gy'agwiridde mu kinnya n'afiirawo.
Poliisi ye Iganga eyitiddwa bukubirire okuyambako okujjayo omulambo era negukwasibwa banyini gwo
Ebya DP bikyaali biwanvu ng' olwaleero ssenkaggale wekibiina Norbert Mao ayimirizza bunambiro omwogezi wekibiina Kenneth Paul Kakande nga ono alangibwa kwefuula nampulira zzibi nategeka tabamiruka wekiwayi kyabavubuka ekya
Ono mungeri yeemu alabudde nomubaka omukyala akikirira district ye luweero Brenda nabukenya , sam muyizi, john mary ssebuufu nga kwogasse namyuuka loodi meya wa kampala Suleiman Kidandala , nga bano…
Kooti mu ggwnaga lya Kenya ekakasizza Uhuru Kenyatta ku bukulembeze bw'eggwnaga lya Kenya
Abalamuzi omukaaga abatuula ku kooti ey'okuntikko mu ggwanga lino bagaanye eky'okuddamu okubala obululu oba okubugatta nga Raila Odinga bweyali asabye.
Eky'okusasula Odinga olw'ensimbi z'atadde mu kuwaaba nakyo kigaaniddwa
Ebisingawo mu mawulire gaffe ku 90.4 Dembe FM
Abakyala abamu tebasaaga
Ono asazeewo kukyaawa bba lwakuba na mutaka atawera
Omukyaala ono amanyiddw anga Zhang wamyaka 52 ng’agamba nti omusajjja oo abadde tamuwa ssanyu
Ono mu kootie taddeyo bujuliz bwa buwanvu bwa bba nga bwa centimeter 5.
Omukyala ono era agambye nti yye ayagala nnyo ekigwo ky’oku makya kyokka nga bba ayagala bya kiro kyokka bw’atyo neyetegula ennaku
Ab’omukago gw abulaaya baggye natti ku bakungu 81 okuva mu ggwnaga lay Zimbabwe
Kino kididiridde akalulu k’ekikungo akatabaddemu kavuyo mu ggwnaga lino nga bannanasi balonda ku ssemateeka w’eggwanga
Kyokka ye kinvinvi Robert Mugabe, Natti zebamussaako zisigaddewo n’abayambi bbe abalala 10
Abakungu bano balai bakugira okutambula mu mawanga ga bulaaya okuva mu mwak agwa 2002
Bino byonna biva ku bukulemneze…