Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Gwebafumita ekiti mu mbugo ayambiddwa

Omwana ow’emyaka omukaaga eyafumitibwa ekiti mu mbugo afunye obuyambi. Nyina w’omwana ono omuto Madina Nanangwe yakwata ekiti n’akisindika mu bukyala bw’omwana ono n’amala nawaaba ku poliisi nga omwana bweyali asobezeddwaako. Ab’eddwaliro ekkulu e Kamuli bakwataganye ne plan Uganda okuyamba omwana ono okufuna obujjanjabi n’okulabirira omwana okutuusa lwanawona Bano basookedde ku kusasula emitwaalo 60 ezibadde zikola ku mwan aono…

Read More

Omulamuzi Byamugisha aziikwa ku Sande

Ekitongole ekiramuzi kironze omulamuzi Stephen Kavuma ng'amyuka ssabalamuzi ow'ekiseera oluvanyuma lw'okufa kwa Constance Byamugisha Byamugisha afudde enkya ya leero oluvanyuma lw'okumala akabanga ngatawanyizibwa ekirwadde kya kokoolo w'amabeera Zzo enteekateeka z'okumuziika nazo zimaze okufulumizibwa. omugenzi wakusabirwa olunaku lw'enkya ku ssaawa nnya ku Kkanisa ya Bajulizi e Nakasero Omulambo gwe olwo gwakutwalibwa e Kabale gyegunaazikibwa olunaku lwa Sande Cosntance Kategaya Byamugisha afudde…

Read More

Omulambo mu mwaala

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze b'omu mayinja zooni ku kyualo Kitebi ekisangibwa mu divisoni y'e Lubaga, bwe bagudde ku mulambo gw'omusajja. Ono alabise nga muvubuka atemera mu gy'obukulu 24, omulambo gwe gubaddeko ebisago nga kirabika nti yakubiddwa n'oluvanyuma n'awalulwa nasuulibwa mu mufulejje. Akulira poliisi y'e Katwe , Patrick Ismat agamba nti omuntu ono yandiba nga yagwiriddwako kiyiifiyiifu n'akubwa okutuusa…

Read More

Okwemwa ssi kulungi

Abasawo bazudde akabi akali mu kusalira ebitundu by’ekyama Bano bagamba nti omuntu yenna gy’akoma okukola kino gy’akoma okulinyisa emikis agye egy’okufuna obulwadde obukwata ensusu. Kino kiva ku lususu okuba nga lwereere olwo obuwuka nebwegazaanya   Okunonyereza kuno kukoleddwa ku balwadde 30 mu ggwnaga lya Bufaransa.

Read More

Omusomi w’amawulire kimuweddeko

Omusomi w’amawulire ku TV bimukalidde ku matama bw’asomye agakwata ku yye kenyini mu butanwa   Ono abadde agenda mu maaso nokusoma nebamuleetera agatalinda era bw’atyo naye n’atandika okusoma kyokka agenze okulaba nga asoa bimukwtakako.   Mu kwekanga asikatidde era wnao muganzi wenayingira studio n’akka wansi ku maviivii n’amusaba akkirize bafumbirwegane   Munnamauwlire ono wakati mu ssnayu akkirizza era nebatandikirawo okwenyegweera

Read More

Ebeeyi y’amata yakulinnya

Abawooerwa amata beesibe bbiri   Gavumenti erangiridde ng’ebeeyi yamata n’ebikolebw amu ata bwegenda okulinnya. Minister akola ku  byensolo, maj Bright Rwamirama agaba nti kino kivudde ku kukaka abasunzi b’amata okubeera nebyuuma by’omulembe   Rwamirama agaba nti mu kadde kano akakadde kano, amata agaweza liita akakadde kalamba  geegasundibwa olw’bantu abamu okubivaamu.

Read More

Eyatta abe Bombo akwatiddwa

Omujaasi eyasasirira abantu 10 amasasi n'abatta akwatiddwa Private Patrick Okot agyiddwa mu district ye Oyam gy'abadde yekukumye Amyuka omwogezi wa poliisi mu ggwnaga Vincent Ssekate agamba nti basooka kuzuula ssimu ye n'emmundu mu bitundu bye Nyimbwa Luweero era nebatandika ekikwekweto. Sekate agamba nti omusajja ono wakuleetebwa e Bombo awerennembe n'misnago gy'ettemu mu kooti y'amaggye e Bombo.

Read More

Kabaka anjagala awedde

Kampala capital city authority emalirizza enteekateeka z’okukola oluguudo lwa Kabaka Njagala.   Oluguudo luno oluweza milo ennamba lukulu mu Buganda nga lugatta twekobe ku kitebe ky’obufuzi ekye Mengo Bulange.   Oluguudo luno kati lwakutabuza emmotoka 2 omulundi gumu era ng’emiti gyakusimbibwa ku mabbali ne wakati okululeka nga luyooyoote.   Emiti egiliko gyobnna gyakutemebwaako emipya egigenda okusimbibwa ab’ebika nga gino era gigenda…

Read More

Omukazi yabibbwaako omwana

Eddwaliro lye Mulago lirebukaana na gwakubba mwana. Gorret Kajuma nga wa myaka 34 yazaalira ku kiso ng’ennaku z’omwezi 04 omwezi gwa December omwaka 2012 Bamulongoosa bulongoosa kyokka nga omwana we nebamutegeeza nti yafa kyokka nebatamuwa mulambo. Ekyewunyisa nti ate ebbaluwa eyamusiibula ng’eraga nti omwana we Mulamu Akulira eddwaliro lye Mulago, Dr Baterana Byarugaba akkiriza nti omukyala ono beebamuzaziisa kyokka…

Read More