Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omuwanguzi mu kulonda bamusanze muffu

BYA BILL OKETCH Omuvubuka owemyak 19 abadde ajaguza olwomuntu we okuwangula akululu ka LC, asangiddwa nga muffu mu district ye Kole. Omugenzi ye Daniel Odoc, ngokusinziira ku Jasper Obong, eyerabiddeko omulambo gwe gusangiddwa ku kyalo Apii ku luguudo oluva e Lira okudda e Kampala. Ono ategezezza aba Daily monitor nti kibadde kizibu okutegeera omugenzi kubanga, kibadde kiwuduwudu nga…

Read More

Aba Airtel e Mubende batadde wansi ebikola

Bya Magembe Sabiiti Ba agent ba mobile-money abakozesa omukutu gwa Airtel mu district ye Mubende batadde wansi ebikola oluvanyuma lw'okukizula ngensimbi zabwe eziyina okubawebwa buli mwezi zibibwa. Bano awatali kwesalamu bategezezza nga bwebaludde nga  babibwa  ensimbi zabwe  kyebagamba  nti kyandibavirako okuva mulimu guno  era nga balumiriza  manager wa Airtel mu kitundu kino  Fred  Tumwesigye okubeera emabega w'okubba…

Read More

Gavumenti Bajitwala mu Kooti

Bya Ivan Ssenabulya Omukubiriza wa district ye Mukono Emmanuel Mbonnye alabudde okutwala Ministry ya gavumenti ezebitundu mu kooti, ku nsonga za town council empya ezatondebwawo mu district. Mukono yafuna town coumvil empya 5 wabulanga, oluvanyuma lwokutondebwawo kwa Ntenjeru-Kisoga eggombolola ye Ntenjeru yajibwawo ate Nakifuma-Naggalama twon council nesangulawo eggombolola ye Nabbale. Mbonye wabula agamba nti abakulembeze mu magombolola ago…

Read More

Kadaga wakulamula ku tteeka ly’omusolo

File Photo:Omwogezi wa Palamenti ya uganda Omukubiriza wolukiiko lwe gwanga Rebecca Kadaga olwaleero asubirwa okulamula obanga palamenti eyinza okuyimiriza etteeka, lyomusolo oluvanyuma lwokwebuuza aku banamateeka ba palamenti. Kino kyadiridde gavumenti okugoba okusaba kwababaka abamu nti etteeka lyomusolo ogwayisibwa ogwa Excise Duty Amendment Act, 2018 lijira liwumuzibwa wakati mu kugutesaako. Ababaka babadde basabye nti omusolo ogwa nusu 200 buli…

Read More

Abe Lungujja baddukidde mu kakiiko ke’byokulonda

Bya Abubaker Kirunda Abalaonzi mu Makamba Zone e Lungujja gombolola ye Lubaga, bagaanye okulonda nebaddukira mu kakaiiko kebyokulonda nga bawakanya olukalala lwabalonzi olwabadde lukozesebwa. Bano bagamba nti omu ku bavuganya Singi Katongole eyavuganyako ku bubaka bwa palamenti yasinziira mu maka ge okuwandiisa abalonzi, nga tebabadde bakakafu nebyabadde bigenda mu maaso. Bagaanye eokulonda nekumaliriza nga kuyiise

Read More

Ab’oludda oluvuganya begaanye ebijambiya

Bya Ivan Ssenabulya Aboludda oluvuganya gavumenti begaanye okubeera emabega wekitta abanti mu gwanga ekyamanyibwa nga Bijambiya. Ku ntanadikwa ya wiiki eno, ekitongole kya CMI kiriko abanatu bekyalaze banamwulire, abagambibwa nti bebabadde batta abanatu, nga banao balaumirizza Dr. Kiiza Besigye ne Ingred Turinawe okuba nti bebabadde babatuma anokuseesa amu kitta bantu. Wabula bwabadde ayogerako naffe Lord Mayor wa Kampala…

Read More

Abe Masaka balonze Giso kubwa ssentebbe

Bya Gertrude Mutyaba ne Ivan Ssenabulya Akulira eby’okwerinda mu gombolola ya Nyendo-Senyange muyite GISO, mu Municipaali ye Masaka Haji Nuhu Mutebi awangudde obwa sentebe bw’ekyalo. Haji Mutebi afunye obululu 181 kyokka munne owa DP bwebabadde bavauganya naafuna obululu 11 bwokka. Mutebi ategeezezza nti newankubadde abantu bagamba nti mukozi wa gavumenti, ye akiwakanya kubanga ekifo baakimuwa kuyambako buyambi. Wabula sentebe…

Read More

Lukwagao avumiridde okulonda

Bya Ivan Ssenabulya Obuvuyo obwabadde mu kulond butrereddwa aku nkola gyebasalaow okukozesa, okusimba amu migongo gyabesimbyewo. Okusinziira ku Lord Mayor wa Kampala Erias Lukwago, enkola eno nkadde ennyo, nga kyabadde na kyamukisa abanatu obutatingana kubanga ya bulabe. Okulonda kwabaddemu okulwanagana nga nawamau abalaonzi babuzeewo ne alaijesta yabalonzi. Wabula Lukwago agamba akuno kwabadde ekudibaga democrasiya.

Read More

Okulonda kwe byalo kuddamau olwaleero

Bya Benjamin Jumbe Akakiiko kebyokulonda olwaleero kagenda kuddamu okulondesa abantu ku byalo okulonda kwaba ssentebbe gyekwayaise eolunnaku lwe ggulo. Bwabadde ayaogera ane banamwulire eku kitebbe kyakakiiko kebyokulonda akawungeezi akayise, ssentebbe wakakiiko omulamuzi Simon Byabakama agambye nti okulonda kwayimiridde eku byalo 633 olwobuvuyo obwabaddewo. Wabula aku byalo abanatu gyebanawuse eokutwala enkalala zabalonzi nga mu Kiseyi tebagenda kulonda lwaleero. Wabula akakiiko…

Read More

Emivuyo mu kulonda kwe byalo

Bya Magembe Sabiiti, Sadat Mgogo, Gertrued Mutyaba ne Benjamin Jumbe Okulonda kwe byalo kugenze mu maaso wabula wakati mu buvuyo, mu bitundu ebitali bimu. Okutandikirako ku kyalo Nakamiro zone e Bwaise mu division ye Kawempe. Eno abalonzi abavudde emu mbeera, nebalemesa okulonda oluvanyuma lwomu ku besimbyewo Deo Senkungu okumujja mu Lwokaano. Kino kiwalirizza poliisi okub iyingiramau, nga bakautte enkalala…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play