Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Alipoota ku nkayana za minister Namuganza ne sipiika ewedde.

Bya Ben Jumbe. Akakiiiko ka palamenti  akakola ku by’empisa z’ababaka, kategeezeza nga bwekaamala edda okukola alipoota ku neeyisa y’omubaka era minister w’ebyetaka persisi Namuganz, kko ne speaker Rebecca Kadaga, nga bano  baludde ebanga nga bayombagana. Twogedeko n’amyuka ssentebe w’akakiiko kano Abas Agaba nagamba nti  alipoota eno baludde nga bagirina, wabula balinze kuweebwa kadde mu palementi  bajanjule. Kinajukirrwa…

Read More

Ssemaka asangiddwa nga yeetuze.

Bya Magembe Sadat. Ensasagge ebuutikidde abatuuze ku kyalo Nabyewanga mu ggombolola y'e Nkozi wano mu district y'e Mpigi omusajja wa myaka nga 65 bwasangiddwa mu makaage nga afudde mungeri etanategerekeka. Omugenzi ategerekese nga paul Ssonko nga ono asangiddwa mu musaayi omungi nga ebbali awo waliwo n'amataayi ekiteeberezebwa okubeera nga geyeeyambisizza mukwetta. Atwala police e Nabyewanga Joshua Rugwiza agambye…

Read More

Ababade ku gw’obwakaggwa ensonyi bejeeredde

Bya Ruth Anderah. Abasajja abawerera ddala mukagaana obakwatibwa ku misango gy’okusobya ku abaana abawala abatanetuuka  bawonye ekkomera oluvanyuma lwa ssabawabi wa government Mike Chibita okubajjako emisango. Okisinzira ku kiwandiko ekireteddwa mu kkooti enkulu mu maaso g’omulamuzi Jane Francis Abodo, abasajja bano bazza emisango mu mwaka gwa 2014 mu bifo eby’enjawulo mu Kampala wamu ne wakiso. Akiikiridde Ssabawabi…

Read More

Abasomali baagala kulaba Obama.

Bya Samuel ssebuliba. Nga eyaliko omukulembeze we gwanga lya America Barack Obama akyali kubugenyi bwaliko wano mu Kenya, abakulembeze baabansi ba Somalia abali ku Kenya basabye okuwayaamu naye. Mohamed Hassan Mumin, nga ono munansi wa Somalia mu 2006 yasisinkanna Obama nga akyali senator wa Illinois namwambaza  omudaali ogw’emirembe. Bwabadde ayogerako n’olupapula olwa daily Nation, Mumin agambye nti aludde…

Read More

Obunkenke buzeemu ku nsalo ya ugande ne south Sudan.

Bya Julius Ocungi Wano ku nsalo ye gwanga lya Uganda ne Sudan, agavaayo galaga nga  eby’okwerinda bwebyongeddwamu amaanyi, nga kino kidiridde abateberezebwa okubeera abanyazi b’ente okuva mu Sudan okukuba omutuuze  mu   Lamwo  nebamutta. Gwebasse ye Johnson Olweny ow’emyaka 45 omutuuze we Lutuko, nga kino kisangibwa mu gombolola ye Madi Opei. Jonathan Rutabingwa nga ono ye mubaka wa…

Read More

Mwanga atenderezeddwa mu kwagala Obuganda.

Bya Samuel ssebuliba. Ssekabaka Mwanga ayogedwako nga omusajja eyayagala ennyo obuganda, naatuuka n'okuyiwa omusaayi gwa mikwanogye, nga amakulu kwali kulaba nga obuganda busigala kitole. Bwabadde alamboojja ebyafaayo bya Ssekabaka Mwanga wano ku Hotel Africana, Prof, Lwanga Lunyiigo, nga ono aludde nga akola okunonyereza ku ssekabaka Mwanga, agambye nti Mwanga yali musomi  nga n’erinya alina elya Daniel naye…

Read More

Ssewungu mmotoka w’akujitekamu embizzi

Bya Kyeyune Moses ne Ivan Ssenabulya Abantu bangi bakyayogera kuno na kuli, ku kiragiro kyomukulembeze we gwanga okugulira babaka mmotoka ezitayitamu masasai nokubaw aobukuumi. Bbo ababaka abamu bakiwagira atenga abalala bakiwakanya ne ssekuwakanya yenna. Ababaka okuli owa Kalungu West Joseph Sewungu, owekibiina kya Democratic Party ayaniriza ekiragiro kyomukulembeze we gwanga wabula, agamba nti yye teyetaaga bakuumi. Ono gyamalidde ngentekateeka…

Read More

Uganda yakwekennenyezedwa ku ddembe lya’baana

Bya Ivan Ssenabulya Akakiiko ke ddembe lyobuntu mu gwanga aka Uganda Human Rights Commission nekitongole kya UNICEF bakufulumya alipoota yaabwe, oluvanyuma lwokwekenneya engeri Uganda gyetekesa mu nkola endagaano yekibiina kyamawang amagatte eya 1990 ekwata ku baana. Okusinziira aku kiwandiiko ekivudde mu wofiisi yakulira ebyamaulire mu UNICEF Uganda, Catherine Ntabadde bakwanjula alipoota eno nga 17 July, wiiki ejja…

Read More

Nambooze bamulongosezza e India

Bya Ritah Kemigisa Omubaka owa amunispaali ye Mukono Betty Nambooze azeemu nalongosebwa enkizi akawungeezi akayise omulimu ogututte essaawa ezekutte ku ddwaliro lya Manipal Spine care center mu India. Kino kikoleddwa abasawo nga bateeka ekyuma amunda mu mubiri, nga nebakolera ku camera. Omuyambi wa lord mayor wa Kampala, Elvis Kintu atubuliidde nti abasawo basazeewo bwebati okwewala okukosa ekiwundu kyebasooka…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play