ByaNsereko Balikuddembe.
Abantu abasoba mu 31 bebafunye amabaluwa mu byobulamu eby'a bakyala [Reproductive Health] okuva mu tendekero elya Nsamizi Training Institute of Social development e Mpigi.
Bwabadde okwasa abantu bano amabaluwa, akulira etendekere ly'ebyobulamu e makerere elya (Public Health), Dr.Rhoda Wanyenze) agambye nti wabaddewo obwetavu bw'abantu abakuguse mu nsoga z'abakyala, kale kyabavudde basazeewo okukolagana ne…
Bya Shamim Nateebwa.
Supreme mufti wa Uganda sheikh Siriman kasule Ndirangwa asabye government okukiriza olunaku lw'amadda ga Nuhu Mbogo kyabasinga okuva mubuwanganguse lufuuke olw'okuwumula mu Uganda nga bweguli ku naku ez'abajulizi.
Supreme mufti agamba nti mbogo ye muzira w'obusiraamu kubanga yalwanirira obusiraamu mu Uganda natuuka n'okuwangangusibwa okutwalibwa mu mawanga amalala lwa kwagala diini ye .
Wano wasabidde ababaka …
Bya samuel Ssebuliba.
Wano e Nansana Police ekutte omusajja wa myaka 44 nga ono emulanze kwetaba mubunyazi.
Ono okukwatibwa kyadiridde abatuuze okutemya ku polisi nti omusajja ono alina emundu gyakozesa okubba abantu.
Akwatiddwa ye Zabron Bakerwa omutuuze we Ganda Nansana Division.
Ayogerera police mu kampaa n'emiriraano Luke Owoyesigyire, agambye nti bwebanoonyeza munjuuye bazudemu ebintu okubadde emundu ekika kya…
Bya Ben Jumbe.
Government etegeezeza nga bwetayinza kuddamu kwetegereza nkola ey’okuzza obuyinza ku government ez’ebitundu, newankubadde bangi bagamba nti etandise okuwaba.
Kinajukirwa nti gyebuvudeko sipiika wa parliament Rebeca Kadaga yagamba nti enkola eno tedangamu kwetegerezebwa nkola yaayo, kale nga kino kireese emitawaana egitagambika.
Twogedeko ne minister akola ku government ez’ebintu Tom Butime nagamba enkola eno terina mutawaana kubanga…
Bya Samuel Ssebuliba.
Abantu abalina obulemu ku mibiri gyabwe bakaabide government nga baagala ebeeko amateeka gereeta nga kikakata kubuli company okubaako omuntu alina obulemu gw’ekozesa.
Bino bigidde mu kaseera nga abantu bano bakaaba olw’obutafibwako , era nga bangi bakeera kutuula newankubade nga baasoma.
nga ono yakola ogw’okutekatekera ekibiina kino ekya NUDIP ekitaba abantu nga bano, agamba nti government…
Bya Babra Nalweyiso.
Ssabapolisi we gwanga Martin Okoth Ochola alabudde abaserikale mu gwanga okukoma okutulugunya abaserikale nga beefudde ababajamu obujulizi.
Bwabadde awayaamu n’abaduumira polisi mu Wamala Region akawungezi akayise,Ochola agambye nti mukaseera kano ali ku lutalo lwakukyusa kifanayi kya polisi, kale nga abakulu bano beebalina okubeera abasaale
Ayogerera police ye gwanga Emillian Kayima naye eyatambudde ne ssabapolisi,abuulide…
Bya Getrude Mutyaba.
Waliwo abantu 4 abafiiride mu kabenje akaagudde ku luguudo oluva e Mbarara okudda e Kampala.
kano akabenje kabadde mu kyalo Kyazanga mu district ye Lwengo era nga bano babadde bava Masaka nga badda Lyantonde.
Abagenzi bategeerekese nga Teopista Kaggwa nga ono yaliko omumyuka wa RDC we e Kalungu, abafumbo ababiri Peter Kalasira ne mukyala we…
Bya Benjamin Jumbe, Ivan Ssenabaulya, Damalie Mukhaye ne Sadat Mbogo
Okusunsulamu abanaavuganya kubwa ssentebbe bwe byalo kugaddwawo akakwungeezi ka leero.
Okuwandiisa kuno kubadde kwa nnaku bbiri, byonna mu kwetegekera okulonda kwanga 10th July.
Omumyuka womowgezi wakakiiko kebyokulonda Paul Bukenya ategezeza ntz antionda kutambudde bulungi.
Okulonda kugenda akubeera mu byalo emitwalao 6 mu 800.
Gavumenti erangiridde olwanga 10th ku lw’okubiri lwa…
Bya Ritah Kemigisa.
Ministry ekola ku nsonga z’abakozi ba government etegeezeza nga olunaku olwa nga 10th – ku lw’okubiri luno bwerugenda okuba olw’okuwumula, kisobozese abantu okugenda okwetaba mu kulonda abakulembeze bebyalo.
Kinajukirwa nti kuno okulonda kwakusimba mu mugongo, era nga kwakutwala esaawa emu yokka, kale nga akakiiko ak’ebyokulonda kaasaba nti lubeera lwakuwumula okusobozesa abantu bonna okwetaba mukulonda…
Bya Sadat Mbogo.
E Butambala waliwo Omusajja wa myaka 65 ku kyalo Ssenge mu ggombolola y'e Kibibi mu district y'e Butambala asangiddwa nga yeetuze nga omulambogwe gulengejjera ku muti.
Ayetuze ye Abdul Kintu nga ono kigambibwa nti abadde n'ebizibu okuli batabanibe ababiri abaasibiddwa sabiti ewedde lwakubba kasooli ne Vanilla ate naye akawungeezi akayise yakwatiddwa ne mukaamulirwanawe okugonjoola…
