Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omusomesa bamukutte yeraguza

Bya Sam Ssebuliba Mu distrct ye Mpigi police ekutte omusomesa we ssomero lya Mpigi UMEA ngemulanze kusalimbira ku kitebe kyebyenjigiriza e Mpigi. Ono asangaiddwa ngamasansa ebya wongo mungeri yokweraguza. Omu ku bakyala ababade bakedde okulongoosa agamba nti alabye omukyala ono ngaliko eddagala lyamansa, kwekukuba endulu abakuumi nebamugombamu obwala. Ayogerera police ye Katonga Joseph Musana agamba nti ono akwatiddwa era…

Read More

Abasawo bakusalawo ku Lwomukaaga oba bagenda mu maaso nakediimo

Bya Shamim Nateebwa Abasawo mu kibiina kyabwe ekibataba ekya Uganda Medical Association bategezeza nti ku lunnaku Lwomukaaga lwebagenda kusalawo, oba banadenda mu maaso nakediimo kaabwe mu ttabameruka wekibiin agenda okutuula. Bwabadde ayogera ne banamawulire ku Mulago guest house, presidentwabasawo Dr Ekwaro Obuku agambye nti olukiiko olwoku ntikko lugenda kusisinkana okusalaow kwebyo byebabanja gavumenti, byekyalemeddwa okubawa. Wano abasawo agamba…

Read More

Poliisi ekutte aba taxi 30 mu kulwanagana okubaddewo

Bya Ritah kemigisa Abagoba ba taxi amakumi 30 bebakwatiddwa poliisi wano mu Kampala oluvanyuma lwokulwanagana okubadde mu paaka ya taxi Enkadde abekitongole kya KCCA, abakwasisa amateeka bwebabadde mu kikwekweto kyokubowa mmotoka ezibadde zitasasula ebisale ebya buli mwezi. Abagoba ba taxi bubefuse naba KCCA, nga bawakanya ekyokubakwata. Omuddumizi wa poliisi mu masekati ga Kampala, Joseph Bakaleke, ayungudde basajja be…

Read More

Obubaka bwa Ssabasajja ku lunnaky lwa’baami

Bya Shamim Nateebwa Nga tukuza olunaku lwabaami munsi yonna omwaka guno, kirunji twefumitirize ku bitukiddwako nebyo ebitanaba mu kulwanyisa obulwadde bwamukenya. Buno bwebubaka bwa Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 bwawerezza bana-Uganda, mwajukiriza abasajja nabalenzi nti teri ddagala ligema wadde okuwonya silimu, nomulanga okwekuuma. Omutanda ategezezza nti kyekiseera okuwuliriza abasawo byebatugamba, okubissa mu nkola nga yengeri yokka gyetunawangula…

Read More

Abatuuze ba Kampala ne Wakiso baakufuna obutimba bw’ensiri.

Bya Shamin Nateebwa. Ministry ekola ku by’obulamu etegeezeza nga bwegenda okutandika okuwandiika abantu abagenda okufuna obutimba bw’ensiri mu district ebiri okuli wakiso ne kampala okutandika ne sabiiti ey’okubiri eya December ate okubugaba kutandike mu February 2018. Twogedeko n’omukwanaganye w’ekiwendo ekyatuumidwa -Goba malaria nga weebaka mu butimba bw’ensiri - nga ono ye Dr Jimmy Opigo  n’agamba nti obutimba…

Read More

Abakozi ba Red Paper munaana bakwatiddwa.

Bya Ritah Kemgisa. Police wano mu kampala ekakasiza nga bweyakutte abakozi ba  Red Pepper , nga bano yabagye wano e Namanve bweyazinzeeko office zaabwe akawungezi akayise. Bwabadde ayogerako ne banamawulire, ayogerera police ye gwanga  Emilian Kayima  agambye nti kituufu bano baakwatiddwa,  wabula ekyabakwasizza mpaawo yaakutegede Abakwate kuliko Arinaitwe Rugyendo,James Mujuni,Richard Tusiime,Johnson Byarabaha,Ben Byarabaha,Patrick Mugumya,Richard Kintu and Francis Tumusiime. Kayima…

Read More

Abagoba ba takisi bekalakaasiza-bagaanye okuwa eza liyisinsi.

Bya Ritah Kemigisa. Agali mu kampala galaga nga abagoba ba tax bwebagootanyiza eby’entambula naddala ku Jinja road, nga kino kidiriidde okwesulamu julume nebekalakaasa nga bawakanya ekya KCCA okutandika okubasolooza omusolo ogw’abuli mwezi. Bano bagamba nti mu July president yayimiriza omusolo guno, n’abagamba nti gufuuke gwabuli mwaka – kyoka kino KCCA negana okukisaamu ekitiibwa. Wabula gyebuvudeko KCCA yagamba nti…

Read More

Omukulembeze we gwanga lya Zimbabwe ddaaki atadde entebbe

Bya Ivan Ssenabulya ne Benjamin Jumbe Omukulembeze we gwanga lya Zimbabwe namukadde owemyaka 93 Robert Mugabe ddaaki alekulidde, okuva mu ntebbe. Ono okulekulira kwe kusomeddwa omukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu Jacob Mudenda. Mu bbaluwa evudde ewa Mugabe, agambye nti asazeewo bwati kyeyagalire okusobola okukyusa obukulembeze mu mirembe. Abantu oluwulidde bino nebeyiwa ku nguudo mu kibuga ekikulu Harare, okujaganya. Palamenti mu…

Read More

Akena addukiodde mu kooti ngawakanya okumugoba mu baddukanya ebyobugagga bya kitaawe

Bya EPHRAIM KASOZI Mutabani womugenzi Milton Obote okuva mu kibiina kya Uganda People’s Congress James Michael Aken emirerembe gye tejinaggwa, ngono akyawakanya engeri gyebamuwandukulula okuva kubwa memba abaddukanya ekibiina kya Milton Obote Foundation, ekiddukanya ebyobugagga byomugenzi kitaawe. Mu musango gwatadde mu kooti enkulu mu Kampala, Akena awawabidde aba MOF ne ssentebbe wolukiiko oluddukanya ekitongole Nelson Ofwono ne…

Read More

Ssentebbe we kyalo yawambiddwa oluvanyuma nebamutemula

Bya Yazid Yolisigira Enitiisa ebutikidde abatuuze be Nakavule mu district ye Iganga bwebagudde ku mulambo gwa ssentebbe wekyalo nga gwsuliddwa ku nnyumba ebadde ekyazimbibwa, kinnya na mpindi namaka ge. Abdallah Mawogole, ngera abadde musubuzi okuva mu kibiina kya NRM ngera yabadde akautte bendera mu kulonda kwe byalo okusubirwa okubaawo, kisubirwa nti yawambiddwa olunnaku lwe ggulo, abatamanya ngamba, oluvanyuma…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play