Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Company ya yinsuwa eya Sanlam yedizza Lion yisuwalensi.

Bya Ndaye Moses Kampuni yaba-South Africa eya Insure-Sanlam, nga bakola 2% ku yinsure zakuno, mu butongole yeddizza jinaayo eya Lion Assurance Company-Uganda. Executive wofiisa wa Sanlam mu Uganda Gary Corbit ategezezza nti obuguzi buno bumazeewo obukadde bwa ddoolar 6.5 nga waliwo essuubi nti kigenda kwongerako 1% ku mirimu gya Inrurance mu Uganda. Aba Sanlam insurance kankano balina emigabo…

Read More

Ba Minista baziriridde Mugabe olukiiko lwa Cabinet

Ba minister abawerako mu gwanga lya Zimbabwe bazize olukiiko olwa cabinet olwaleero nga bawakanye ekya Nmaukadde Robert Mugabe, okulukubiriza nga bagamba nti ssi yatekeddwa era bagenda kumulivvula. Olukiiko luno lubadde lwayitiddwa President Mugabe wabula mpaawo kigenze mu maaso, akanyizza kulinda bateesa nga tebalabikako. Bino webijidde ngababaka mu palamenti abekibiina kya ZANU-PF party, bagenda kusisinkana ababaka…

Read More

Abazirwanako mu FRONASA abawagidde okujja ekkomo ku myaka

Bya Kyeyune Moses Waliwo abazirwanako mu kibinja kya Front for National Salvation Army (FRONASA) abagala palamenti, ejjewo ekkomo ku myaka egya waggulu 75, ate egya wansi 35 bagamba jisigalewo. Nampala wabazirwanako bano Vianney Matovu ategezezza akakiiko ka palamenti akamateeka nti abemyaka 35, babeera batto okwenyigira mu bukulembeze songa owe 75 abeera nobumanyirivu okutwala egwanga mu maaso. Bana byebogedde…

Read More

Minisitule y’byensimbi ekakasizza ebiwandiiko ku bbago lyo’mubaka Magyezi

Bya Kyeyune Moses Ministry yebyensimbi nokutegekera egwanga ekirizza era nekakasa satifiketi ekwata ku mbeera yebyensimbi, ku bbago lyomubaka wa Igara West, Raphael Magyezi eryokujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Bwabadde alabiseeko mu kakaiiko ka palamenti akamateeka emisana ga leero, minister omubeezi owebyensimbi nokutegekera egwanga  David Baha'i ategezezza nti ddala Certificate omubaka Magyezi gyeyalaga mu kakiiko yali…

Read More

Eyali omumyuka wa Robert Mugabe naye amusabye alekulire mu bwangu.

Bya samuel ssebuliba. Mu Zimbabwe eyali omumyuka w’omukulembeze we gwanga lino Emerson Mangangwe atabukidde eyali mukamaawe Robert Mugabe namuwabula nti yegobe nga bukyali , mukifo ky’okulinda okuswala nga agobwamu kubwa pulezidenti. Emmerson Mnangagwa  ono  amagye ge gwanga kko nebana-ZANU bamusonzeeko olunwe nga ateekedwa okudda mu bigere bya Mugabe singa amala n’agibwamu obwesige  obutasukka nkya.

Read More

NSSF yeetaga ba memba abalala obukadde butaano.

Bya Ndaye moses. Ekitongole ekikola ogw’okutereke ensimbi z’abakozi ekya NSSF kitegeezeza nga bwekigenda okuteeka omulaka ku kwongera ku bungi bwabantu abatereke ensimbi mu kitavu kino mu banga ely’emyaka 5 egigya. Twogedeko n’akulira ekitavu kino Richard Byarugaba,   n’agamba nti mu myaka etaano  beetaga abateresi abalala obukadde 5 okubeegatako. Ono agamba nti mu kaseera kano abantu abalina emirimo 10% bokka…

Read More

Abasawo beetaga bweyamo mu buwandiike badde ku mirimo.

Bya samuel ssebuliba. Abasawo abali mu kwekalakasa bategeezeza nga bwebali abategefu okudda ku mirimo gyabwe, singa government emala neteeka mu buwandiike ebweyamo bweyakoze  nga eri n’abasawo bano akawungezi akayise. Twogedeko ne ssentebe w’ekibiina kino ekitaaba abasawo ekya Uganda medical association Dr Ekwaro obuku n’agamba baawayizaamu ne ssabaminisita wa uganda Dr Ruhakan Rugunda ku nsonga zaabwe era bingi…

Read More

Bakansala ba KCCA bagenze kyankwanzi.

Bya  Damalie Mukhaye. Wetwogerera nga minister wa Kampala Betty Kamya asitudde n’ekibinja kyabakansala okuva mu kampala, nga bano abatutte kyankwanzi bawayeemu ne president ku nsonga za Kampala. Kinajukirwa nti bakansala bano baali balina okugenda e Kyankwanzi nga 12 omwezi guno, kyoka executive director wa kampala Jenipher Musisi nagana okuwaayo obuwumbi 120 ezaali ez’okutambuza, kko n’okulabirira ba kansala…

Read More

Poliisi eteguludde bbomu e Gayaza

Bya Ritah Kemigisa Poliisi eriko bbomu gyezudde mu nnim,iro ku kyalo Buwambo kulwe Gayaza. Omwogezi wa poliisi mu gwanga Emilian Kayima ategezeza nti batemezeddwako, omutuuze abadde alima. Kayima agambye nti nabo oluwulidde bino, nebayungula abakuggu okuvas mu kitongol kya poliisi ekitegulula bbomu, obutatuusa bulabe ku bantu. Wabula asabye abantu okubeera abakakamu ngokunonyereza bwekugenda mu maaso.

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play