Amawulire

Mufuti akubiriza abavubuka okwewala enkozesa embi ey’omutimbagano.

Mufuti akubiriza abavubuka okwewala enkozesa embi ey’omutimbagano.

Ivan Ssenabulya

September 3rd, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Supuliimu Mufti wa Uganda, Sheikh Shaban Galabuzi akubirizza abavubuka okwewala enkozesa embi ey’omutimbagano. Bino Supreme Mufti abyogeredde ku mbuga y’eggombolola eya Ssaabagabo Kibibi, bw’abadde aggalawo enteekateeka y’okugaba omusaayi emaze wiiki ennamba mu ssaza ly’e Butambala. Agambye nti ensangi zino abavubuka bettanidde nnyo […]

Ogwa Besigye ne munne Mukaaku teguwuliddwa

Ogwa Besigye ne munne Mukaaku teguwuliddwa

Ivan Ssenabulya

September 2nd, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Omulamuzi wa kkooti y’eddaala erisooka ku luguudo Buganda Asuman Muhumuza ayongezzaayo okuwulira omusango Dr Kiiza Besigye ne Munne Samuel Walter Mukaaku mwebavunaanibwa okukuma mu bantu omuliro ekyabaviirako okukwatibwa nebaggalirwa ne mu kkomera e Luzira. Kiddiridde Ssabawaabi wa Gavumenti okulemererwa okutegeeza oludda oluvunanibwa […]

Omuntu omu afiiridde mu kizimbe ekigudde

Omuntu omu afiiridde mu kizimbe ekigudde

Ivan Ssenabulya

September 2nd, 2022

No comments

Bya Mbidde Steven, Waliwo omuntu omu akakasiddwa okuba ng’afiiridde mu bifinfugu by’ekimbe ekibadde mu kuzimbibwa mu bitundu bya Kisenyi mu Kampala ekigudde enkya ya leero. Omulala abadde tannamanyika bimwogerako naye addusiddwa mu dwaliro nga tasiibewo. Amyuka akulira entambuza y’emilimu mu kibuga Kampala Eng. David Luyimbazi, […]

Embeera yóbuddu ekyalemedde mu Africa- Alipoota

Embeera yóbuddu ekyalemedde mu Africa- Alipoota

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Okunoonyereza okwakoleddwa ekitongole kya Trust Africa ekifuba okulaba nga Afrika yefuga mu demokulasiya n’enkulaakulana ey’obwenkanya, kuzudde nti emisango gy’obuddu bw’abantu gikyaliwo mu mawanga mangi mu Afrika. Alipoota eraga nti mu mawanga nga Mali, Bukina Faso, Mauritania, Niger, obuddu bw’abantu obukolebwa obutereevu bukyagenda […]

Aba NIRA bagala emitwalo 20 eri ababuliddwako endagamuntu

Aba NIRA bagala emitwalo 20 eri ababuliddwako endagamuntu

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuwandiisa abantu mu ggwanga, ekya NIRA, kirina ekiteeso eky’okwongeza ssente ez’okufunirako endagamuntu empya singa enkadde ekubulako, oba okwagala okukola enkyukakyuka ku biri kundagamuntu. Kati bagala omuntu asasule emitwalo 200.000 okuva ku 50.000 zebabadde basaba. Ekiteeso kino kiletebwa minisita w’ensonga […]

Uganda yakukikirirwa amasomero 38 mu mpaka zámasomero e Tanzania

Uganda yakukikirirwa amasomero 38 mu mpaka zámasomero e Tanzania

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2022

No comments

Bya Mike Sebalu, Uganda yakukiikirirwa amasomero 38 mu mpaka z’amasomero ga siniya ez’obuvanjuba bwa Africa ezitandika nga 13 omwezi guno mu kibuga Arusha ekya Tanzania. Empaka zino zasemba okubaawo mu 2019 era nga zabadde zakubeera mu Kenya omwaka guno kyokka olw’eby’okulonda ebibadde mu Kenya empaka […]

Abakugu beelarikiridde olwábalwadde ba Kkansa okwebalama obujanjabi

Abakugu beelarikiridde olwábalwadde ba Kkansa okwebalama obujanjabi

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Abakugu mu bulwadde bwa kookolo beeraliikirivu olw’omuwendo gwabantu ababulina okwebalama ekyokugenda okufuna obujanjabi. Bwabadde ayogerako eri bannamawulire ku Uganda media center, akulira okunoonyereza n’okutendeka mu Uganda Cancer Institute (UCI), Dr Nixon Niyonzima agamba nti ku Bannayuganda 33000 abazuulibwa nga balina kookolo buli […]

Omusango gwa Ssegirinya ne Ssewanyana teguwuliddwa

Omusango gwa Ssegirinya ne Ssewanyana teguwuliddwa

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Okuwulira okusooka nga emisango gy’obutemu n’obutujju evinunanibwa Omubaka wa Kawempe North, Muhammad Ssgerinya ne munne owa Makindye West Allan Ssewanyana teginawulirwa mu butongole kuyimiridde. Kino kiddiridde omulamuzi Elizabeth Alividza okukyusibwa gyebuvuddeko okumutwala mu kitongole ekivunaanyizibwa ku by’ettaka ekya Kkooti Enkulu. Omusango guno […]

KCCA eyongezaayo okuwandiisa ababoodabooda mu kampala

KCCA eyongezaayo okuwandiisa ababoodabooda mu kampala

Ivan Ssenabulya

September 1st, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekitongole ki Kampala Capital City Authority (KCCA) kyongezzaayo ennaku z’okuwandisizaako aba booda booda mu Kampala okutuusa nga 16-09/2022. Omulimu guno gumu ku nteekateeka abatwala ekibuga zebatunuulidde okuyitamu okulungamya entambula y’omulimu gw’aba booda mu Kibuga, gwabadde gulina okukoma n’ennaku z’omweezi 30 oluvanyuma lw’ennaku […]

Tayebwa asabye abakulembeze okuwandiika byebakoze abalala babayigireko

Tayebwa asabye abakulembeze okuwandiika byebakoze abalala babayigireko

Ivan Ssenabulya

August 31st, 2022

No comments

Bya Nalwooga Juliet, Amyuka sipiika wa palamenti Thomas Tayebwa asabye abaaliko abakulembeze okuwandiika byebaayitamu mu bitabo olwo abakulembeze abato n’abagenda okujja basobole okubayigirako. Bino abyogeredde mu kusabira omwoyo gwomugenzi Yona Kanyomozi okubadde ku kkanisa ya All Saints e Nakasero. Okusaba kwetabiddwako abakulembeze b’ebyobufuzi abawerako okuli […]