Amawulire
Palamenti eyimiriza ekivvulu kya Nyege Nyege e Jinja
Bya Benjamin Jumbe, Palamenti eyimirizza ekivvulu kya Nyege Nyege, ekitegekebwa buli mwaka mu disitulikiti ye Jinja nga kibadde kyakubeerawo mu ssabiiti ejja. Kino kiddiridde okweraliikirira okuleeteddwa omubaka omukyala okuva mu disitulikiti yé Tororo Sarah Opendi ng’agamba nti omukolo guno guzaala ebikolwa eby’obugwenyufu. Ye omubaka wa […]
Omubaka Kagabo yeetondedde Palamenti
Bya Prossy Kisakye, Omubaka wa Bukoto South mu lukiiko lweggwanga olukulu, Twaha Kagabo yeetonze mu maaso ga palamenti ku bigambibwa nti yeeyisa obubi bweyatambuza mu palamenti obukadde bwa siringi 40 mu kaasi. Omwezi oguwedde omubaka wa NUP, Kagabo yaloopa obukadde bwa Shs 40 eri ekitongole […]
Poliisi eremeseza omwoleso gwa Meeya wé Kawempe
Bya Mike Sebalu, Police enkya ya leero erinnye eggere mu mwoleeso ogubadde gutegekeddwa Mayor w’e Kawempe Emmanuel Sserujonji ku Akamwesi Shopping Mall ku luguudo oludda e Gayaza. Omwoleso guno ogubadde gutandika leero, gubadde gwakukulungula ennaku 3 nga abagwetabyemu boolesa ebyo byebakola n’okutunda ebintu ku beeyi […]
Olukiiko olutaba abavubuka mu bibiina byóbufuzi ebyenjawulo lutongozebwa
Bya Prossy Kisakye, Ekibiina kya Netherlands Institute for Multiparty Democracy (NIMD) kitongozza olukiiko lw’abavubuka olwa Multiparty Youth Forum olugendereddwamu okuleeta eddoboozi ery’awamu eri okusoomoozebwa kwebasanga. Olukiiko luno lulimu abakulembeze b’abavubuka okuva mu bibiina by’obufuzi omusanvu ebiri mu palamenti, aba-National Youth Council naba University National Students […]
Abalamuzi mu Africa batendereza Kkooti ensukulumu e Kenya
Bya Rita Kemigisa, Ekibiina omwegatira abalamuzi ku semazinga Africa ki African Judges and Jurists Forum (AJJF) kitendereza abalamuzi mu kkooti ensukulumu mu ggwanga lya Kenya kungeri gye bakutemu omusango gwe byokulonda ogwawaabwa owoludda oluvuganya gavt Raila Odinga. Abakulu mu kibiina kino batuuka mu Kenya ngennaku […]
Kkooti ensukulumu e Kenya ekakkasiza obuwanguzi bwa Ruto
Bya Mike Sebalu, Kkooti ensukkulumu mu gwanga lya Kenya egobye okujulira okwagitwalirwa munnamukago gwa Uzimio Raila Odinga, mweyali ayagalira esazeemu ebyaava mu kulonda omukulembeze weggwanga omugya. Akakiiko k’eby’okulonda e Kenya kalangilira William Ruto ng’omukulembeze w’eggwanga omulonde n’obululu obwakola ebitundu 50.49%. Eyamuddilira Raila Odinga yafuna obululu […]
Gavt ne Sweden bakunonyereza kukivaako enkayana zéttaka
Bya Tom Angulin Gavumenti, ng’eyita mu minisitule y’ettaka nga bali wamu ne University of Zurich Switzerland boolekedde okukola okunoonyereza mu ggwanga lyonna ku nsonga eziviirako enkaayana z’ettaka zisobole okukolebwako. Enteekateeka eno wejjidde nga minisitule elwanagana n’emisango egy’ensonga z’ettaka ezitannagonjoolwa egyeyongera buli lukya ezivaamu okulwanagana, n’oluusi […]
NEMA mmalirivu okutukiriza ekiragiro
Bya Benjamin Jumbe, Ekitongole ekivunaanyizibwa ku butonde bw’ensi ekya NEMA kikuumye ekifo kyakyo ku nkulaakulana mu ntobazzi. Omwaka gumu emabega ekitongole kino kyafulumya ekiwandiiko ekiyimiriza okufuna, okulowooza n’okukkiriza olukusa lw’abakozesa ne satifikeeti za Environment & Social Impact Assessments ku mirimu oba enkulaakulana mu ntobazzi, okutuusa […]
Wangadya ayaniriza ekiteeso ekyokugatta akakiikoke ne EOP
Bya Prossy Kisakye, Akulira akakiiko ka Uganda Human Rights Commission (UHRC), Mariam Wangadya asanyukidde ekiteeso ky’okugatta akakiiko kano n’akakiiko aka equal opportunity’s commission. Pulezidenti aludde ayagala ebitongole bya gavumenti ebirina emirimu egifanagana okugattibwa kibe kitongole kimu, nga agamba nti kino kijja kukekkereza obuwumbi n’obuwumbi bwa […]
Abalimi baweereddwa amagezi balime ebikula amangu-Teri nkuba
Bya Mike Sebalu, Abakugu muntebereza y’obudde bawadde abalimi amagezi okulima ebirime ebikula amangu nebyo ebiggumira ekyeya. Abakugu bano basinzidde mulukungaana lwabwe olukwata kumbeera y’obudde ku imperial resort beach Entebe nebagamba nti enkuba esubirwa mu mwezi guno ogw’omwenda ne mugwekkumi okutuuka mumakati g’omwezi ogwekkumi n’ogumu tesanye […]