Bya Prossy Kisakye,
Ssabasajja akabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 asiimye okulabikako eri obuganda olunaku olwa leero mu kuggulawo empaka zómupiira gwe bika bya baganda mu ssaza lye erye Bulemeezi.
Empaka zino zigenda kugibwako akawuwo olunaku lwa leero ku kisaawe kya Kasana mu disitulikiti eyé Luweero, oluvanyuma lwokumala ebbanga lya myaka 2 nga tezizanyibwa olwe ggwanga…
Bya Prossy Kisakye,
Besigye asabye palamenti okuteekawo akakiiko akenjawulo kanonyereze ku mbeera eri mu makomera ge Uganda.
Besigye, nga yakayimbulwa okuva ku alimanda e Luzira ku misango egyókukuuma omuliro mu bantu bweyagombwamu obwala poliisi mu kampala ku Arua Park bweyali atambuza ebigere nga awakanya ebeeyi yébintu eyekannamye mu ggwanga.
Dr Kiiza agambye nti kyeyalaba Luzira kikanga.
Agambye nti ekkomera…
Bya Juliet Nalwooga,
Minisita omubeezi ow’abazirwanako, avunanyzibwa ku bakadde n’abaliko obulemu Hellen Asamo ategezezza ngekitundu kya Busoga ne Bukedi bwebisingamu ebikolwa byokukozesea abaana emirimu egyibasukako.
Bwabadde ayogera ne bannamwulire mu Kampala ku bubaka obukulembeddemu olunnaku lwénsi yonna olwókulwanyisa ebikolwa ebyókubinika abaana emirimu olumanyiddwa nga World Day against Child Labor, minisita agambye nti ebibalo by’omwaka oguwedde byatadde Busoga…
Bya Ruth Anderah,
Kkooti enkulu mu kampala wansi womulamuzi, Micheal Elubu ezeemu okwekenenya obukadde bwensimbi 30 ezaali zisabiddwa eyali senkagale wa FDC Dr Kizza Besigye's okusobola okumuwa okweyimirirwa okuva mu kkomera ku misango gyókukuma omuliro mu bantu.
Kati Besigye alagibbwa okusasula obukadde bwensimbi busatu avve mukomera awoze ng’ava bweru.
Okusinzira ku mulamuzi Elubu, ensimbi obukadde 30 ezasabibwa omulamuzi…
Bya Prossy Kisakye,
Omukulembeze weggwanga Yoweri Museveni akkiriza okusiima abantu 81 baweebwe emidaali ku lunaku lwa bazira.
Kino kiri mutteeka erya national honor and awards Act eriwa obuyinza pulezidenti okuwa emidaali abantu abenjawulo abakoze mu nkulakulana ye nsi yabwe.
Okusinzira ku kiwandiiko ekifulumizbwa minisita omubeezi alondoola ebyenfuna, Peter Ogwang, abantu 34 bakuweebwa emidaali egya golden jubilee medal, 17…
Bya Ruth Anderah,
Akakiiko ke byókulonda katadewo enaku zomwezi nga 28th July 2022 ngolunaku olwokudamu okulonderako omubaka wa Soroti East Constituency mu palamenti.
Ekifo kino kyasigala nga kikalu oluvanyuma lwa kkooti okusazaamu ebyali bivudde mu kulonda
Okusinzira ku kakiiko ke byokulonda olunaku lwelumu abaayo lwebanalonda kansala wa Acetgwen Ward in Soroti City.
Ssentebe wa kakiiko ke byokulonda Simon Byabakama, alaze…
Bya Prossy Kisakye,
Gavumenti esabiddwa okuteeka omwoyo ku byenjigiriza mu masomero agalabirirwa ekitongole kya Kampala Capital City Authority (KCCA)
Amassomero ga pulayimale gali 79, aga sekendule gali 22 ate egebyemikono gali 10 agalabirirwa KCCA.
Okusinzira ku ntekateeka ya KCCA eyemyaka 5 ku masomerobeetaaga obuwumbi bwensimbi 500bn songa buli mwaka baweebwa obuwumbi bwensimbi Shs 48bn
Kati lodi meeya wa kampala…
Bya Rita Kemigisa,
Minisitule ye byobulamu etegezeza nga bwewaliwo okweyongera ku muwendo gwa bantu abakwatibwa ekirwadde kya COVID-19 buli lunaku bwegerageranya nga bwekyali kuntadikwa yomwaka guno.
Minisita owe byobulamu Dr Jane Ruth Aceng agambye nti okweyongera mu balwadde ba covid kati kyenkana nga bwekyali mu mwozi ogwo mukaaga omwaka oguwedde, akawuka ka covid aka Delta wekayingirira mu…
Bya Ivan Ssenabulya,
Wofiisi y'omubaka wa gavumenti e Mukono bajjukizza abazadde ku buvunanyizibwa bwabwe obw’okulera, okuteekateeka abaana baveemu abantu ab’obuvunanyizibwa.
Amyuka omubaka wa gavumenti e Mukono Henry Kitambula bino yabitegeezezza abazadde mu kukungaana lw’abafumbo olwabadde ku Kanisa ya Mt Lebanon Christian Centre mu kibuga e Mukono.
Amyuka RDC alaze okutya ku muwendo gwabaana aboononeka mu kunywa ebiragalaragala, okwambala…
Bya Ndaye Moses
Ssabalabirizi wekanisa ya Uganda, Kazimba Mugalu asabye bannabyabusuubuzi okwekomya okweyambisa okupaluuka kwa beeyi ye bintu okunyaga bannauganda.
Ono ategezeza nti abasuubuzi bangi beeyambisiza akaseera kano okuddumuula ebeeyi ye bintu nga tewali abakuba ku mukono nga bekwasa olutalo lwa Russia ne Ukraine
Ssabalabirizi bino abyogedde ayogerako eri abalamzi ku kiggwa kya bajjulizi abakristaayo e Nakiyanja.
Mungeri yemu…