Amawulire

Batubidde e Namugongo

Ali Mivule

June 4th, 2013

No comments

Abantu abasoba mu 40  bakyakonkomalidde ku biggwa byabajulizi e namugongo Abasinga baalekeddwa emabega abakul;embeze baabwe nga nabamu tebalina sente za transport zibazza wabwe. Jane Francis Kasato,  omu ku baategese emikolo gyomwaka guno abaana abataano abaabadde babuze kyadaaki bazadde babwe baabanonye.. Police ekyeetolode ebigwa bye Namugongo […]

Omuliro ku masomero

Ali Mivule

June 4th, 2013

No comments

Amasomero agawerera dala  26 e  Masaka gegakumiddwako omuliro abantu abatanategeerekeka  mu myeezi 5 egiyise. Okusinziira ku alipoota ya police aasomero agasinze okukosebwa mulimu  St Gonzaga Senior Secondary School Kasambya nga lino lyaayokyebwa  emirundi 2 mu wiiki 2 mu mwezi gwokuna  , erya, African Child Primary […]

Ogwa babaka gwongezeddwaayo

Ali Mivule

June 4th, 2013

No comments

Okuwulira okusaba kwekibiina kya NRM ababaka abana bebagoba mu palamenti baddeko ebbali nga kooti bweyetegereza ekyokubagoba mu palameti kwongezeddwayo paka nga 12 june. Ab’ekibiina kya NRM, bataddeyo okusaba mu kkooti etaputa ssemateeka nga baagala ekole ekiragiro ekigoba mu palamenti ababaka abaagobwa mu kibiina, okutuusa ng’omusango […]

Ttiya gaasi ku Arua Park

Ali Mivule

May 31st, 2013

No comments

Police ekubye omukka ogubalagala mu bavuzi babiloole ababade batanudde okwekalakaasa ku Arua Park.   Kino kidiridde abagoba bano okulagirwa okwamuka park eno bagende bakolere mu park ya namayiba bus terinla bbo kyebawakanya. Police ekyarwanagana nabo nga beegatiddwako abasuubuzi abakolera okumpi wekifo kino olwo nerukoya.

Abalongo Bafudde

Ali Mivule

May 20th, 2013

No comments

  Abalongo banamansasana abaaletebwa mu dwaliro e Mulago bonna bafudde. Omu yeyasoose okufa olunaku lwegulo mu biseera byolwegulo omulala nafa ekiro ku saawa nga biri. Apio and Adong baazalibwa nga  4th of May this year at Ngora hospital oluvanyuma nebaleetebwa mu dwaliro e Mulago okusobola […]

Ofiisi zizindiddwa

Ali Mivule

May 20th, 2013

No comments

ofiisi za monitor monitor okuli ofiisi za Dembe FM zizindiddwa. aba poliisi beebulunguludde ekifo nga tebakkiriza afuluma yadde ayingira tekinnategereke akiki kyebagaala

Bannamawulire bibaweddeko

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Bannamawulire abasatu abayitiddwa olw’okuwandiika ku bbaluw aeno olwaleero ate bafunye akapya.   Bakitegeddeko nti poliisi emaze okufuna ekiragiro kya kooti ekibalagira okuwaayo ebbaluwa ya Tinyefuza gyeyawandiika ku mpaka   Ebbaluwa eyogerwaako gen Sejus amweyassa ebigambo ebilinga omususa ku kawefube w’okuzza Muhoozi kainerugaba mu bigere bya […]

Okusonda eza mukenenya

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Gavumenti yakutandika okusala ensimbi ku masimu agakubwa, omwenge ogugulwa ne sigala .   Ensimbi zino ezinasaslibw azakuddizibwa mu nsawo y’okulwanyisa obulwadde bw amukenenya   Ssentebe w’akakiiko akalwnayis aobulwadde bw amukenenya, Kiwummulo apuuli agamba nti kino kigendereddwaamu kulaba nti ensimbi ezikozesebwa mu kulwnayis amukenenya zeeyongera   […]

Amazzi makyaafu

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Ebbula ly’amazzi lyongedde okutabuka mu district ye Kasese Omubaka omukyala ow’ekitundu kino agamba nti emidumu gyonna gyagenda n’amazzi ate ng’emipya egissiddwaawo nagyo gyabbiddwa bakyala kimpadde. Mu kadde kano abantu banywa mazzi ga mugga amajama era ng’okutya kuli nti abantu bandifuna endwadde eziva ku bujama nga […]

Omusumba Sempa ali mu Kattu

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Omusumba Matrin Ssempa ali mu katttu Waliwo amuwalabanyizza okutuuka mu mbuga z’amateeka ng’amulanga butasasula za bupangisa Mukyala Tobeous Kabuye agamba nti Ssempa ono yamupangisa enju ye mu mwak agwa 2010 nga yali alina okusasula emitwaalo 50 nay enga yakoma ku myezi egyasooka n’abivaako okutuuka kati. […]