Amawulire
Aba Black monday bakwatiddwa
Police ekutte Abawakanya ebikolwa by’obulyi bw’enguzi bana nga bayita mu nteekateeka yaabwe gye baatuuma Black Monday Movt,. Bano bebamu kubakedde okulumba kitebe kya ministry evunaanyizibwa ku by’ensimbi n’okutegekera eggwanga eby’ebnfuna. Babadde baagala kulaga obutali bumativu bwabwe n’engeri omusolo gye gwayongezeddwamu ate ng’ababba ensimbi […]
Abasobezza ku Namukadde o’we 90 bakwate
Police mu District ye Nakaseke ekutte abavubuka 5 nga bateberezebwa okusobya ku namukade owemuyaka 90 . Lameck kigozi Omwogezi wa police mu masekati ga Buganda , agamba abataano bano baali baatwalibwa mu kitundu kino kukola bubapakasi , wabula teebakomye okwo okukakana nga bakakanye ku namukadde […]
Bataano bataawa lwabutwa
E kikangabwa kigydde e kawempe abantu 5 bwebawerewa obutwa mu mere era nga kakano bali mu mbeera mbi nyo e Mulago . Muhamadi Kigongo nga ono yenyini maka era nga naye apocera Mulago , agamba family yonna yatandisse okutondoka amangu dala nga baakalya emere eyebyenjanja […]
Oryem Abyegaaye
Minister omubezi akola ku nkolagana ya uganda namawanga Okello Oryem asambazze ebibade bigambibwa nti govt etandisse okuzibira abakungu bamawanga amalala abatuukla wano mu Uganda okutandikka okwogera ku nsonga zenguzi . Oryem okwogera bino kidiridde oubaka womukago gwa bulaaya mu uganda R0berto Ridolfi okuyitibwa […]
Enkungana za 4GC ziwereddwa
Enkungana zabanakisinde kya 4GC zonna ziwereddwa mu kibuga. Aduumira police mu Kampala nemiriraano Andrew Kawesi ategeezezza banamawulira nga banakisinde kino nga bakulembeddwamu lord Mayor Erias Lukwago, bwebakuba enkungaana ezigendereddwamu okusiga obukyaayi nokwawulayawula mubantu ekintu kyebatayinza kugumiikiriza. Kawesi agamba akabinja kano kazzenga kanyoomola ekifo kyomukulembeze weggwanga, okukolokota […]
Emisolo bagyongeza
Minister w’ebyensimbi Maria kiwanuka afulumiza embalira ya busirivu 13 ,ey’omwaka 2013/2014, ng’omusolo oguva munda mugwanga gwakukola ebitundu 81%. Minister Maria Kiwanuka ategezeza nti ebyefuna by’egwanga mu mwaka oguwedde bikulidde kumisinde jja bitundu 5.1% byogerageranya ne bitundu 3.2% mu mwaka ogwayita. Ate yo ebaayi y’ebintu yeyongedde […]
Ebyobulimu, ebyobulamu, amafuta byebikulu
President museveni agamba nti keekadde abantu okudda kun kola y’okulima ebilime ebingi omulundi ogumu okumalawo obwavu okuva ku mutendera gwa wansi. Mu bubaka bwe eri eggwanga presidenta gambye nti enkola eno gy’ekozeseddwa esobodde okuyamba abantu okwejja mu bwavu ng’eno asonze ku mawanga ga China enkola […]
Prof Bukenya yegaanye obuyekeera
EYali amyuka omukulembeze w’eggwnaga Prof Gilbert Bukenya yegaanye okutaba mu bikolwa by’obuyekeera obw’ekika kyonna Ng’ayogerako eri bannamawulire mu maka ge e Kakiri, prof Bukenya agambye nti akitegeddeko nti waliwo ekibinja ky’abantu abagaala okumusibako amatu g’embuzi nga bamusembereza abayekeera n’ekigendererwa ky’okumunafuya mu byobufuz Mu lukiiko […]
Katemba- abavuganya bakaaye
Ekibinja ky’ababaka ab’oludda oluvuganya gavt balumbye woteri ya serena president M7 gy’agenda okuweera obubaka bwe eri eggwanga. Ababaka bano ekibajje mumbeera kyekyakulira oludda oluvuganya gavt Nathan Nandala Mafabi obutayitibwa ku mukolo guno ogwokwogerako eri eggwanga. Nga bakulembeddwamu omubaka wa Alur, Odonga Otto ababaka bano baweze […]
Okulonda e Butebo-Omu akwatiddwa
Omuntu omu akwatiddwa ku somero lya Kaima Primary school lwakulonda mulundi ogusukka mu gumu , mukulonda kwebutebo okugenda maaso. .Akwatiddwa ategeerekese nga Erick Odongo. Ono akwatiddwa oluvanyuma lwakalabalaba wokulonda okumwekengera mnga kati Abaserikale ba polisi bangi abayiiriddwa wonna mu kitundu ky’e Butebo okukuuma emirembe Mungeri […]