Amawulire
Katikkiro alambudde amasiro
Katikiro wa buganda Charles Peter Mayiga yeyamye okuzaawo amasiro ga ba ssekabaka ba Buganda, agabengeyeza mu muliro ogutannamanyibwa kwe gwava, emyaka esatu egiyise. Owek. Mayiga agambye nti wakufuba okulaba nga gamalirizibwa mu kiseera ky’aghenda okumala mu ntebe eno. Katikiro okwogera bino abadde akyadde omulundi […]
Akabenje kasse 4
Abantu bana bafudde n’abalala 8 ne babuukayo n’ebisago eby’amanyi oluvanyuma lw’akabenje akaagudde ku luguudo oluva e Jinja okudda e Iganga. Akabenje kano kagudde mu kifo ekiyitibwa Wandago okumpi n’akabuga k’e Mayuge , mmotoka ya takisi namba UAM 340 Y bw’etomereganye n’eya kabangali namba UAT 827E. […]
Buli kimu kisoboka-Museveni
President museveni asabye abakulembeze mu mawanga ga Africa okukozesa kyebalina okuleetawo enkulakulana Bino president abyogedde ali mu Lukiiko lw’ababaka mu palamenti ya East Africa wano mu Uganda President agambye nti Africa elimu ebyobugagga bingi kyokka nga amawanga g’ebweru aga bazungu geegafunamu buli lwegabaako kyegazuula […]
Ebbula ly’omusaayi mu malwaliro
Emilimu gitandise okusanyalala mu ddwaliro e Mulago olw’ebbula ly’omusaayi. Mu ddwaliro lye Mitima ku buli balwadde basatu balongosaako omu olw;ensonga ntia basigade baba tebalina musaayi Omu ku bakola awakeberebwa omusaayi, John Kebbo agamba nti omusaayi ogusinze okubula gwegwekika kya o Wabula ministry y’ebyobulamue […]
Kkampuni zigaddwa
Kkampuni bbiri ezikola obuveera zigaddwa lwakubeera mu mbeera mbi. Abakozi mu kkampuni eno beebadde basing okubonaboona ng’abasinga bavunze engalo n’ebigere olwwedaggala lyebakwatamu n’okulinnyamu. Kkampuni zino kuliko emanyiddwa nga Lida ne Eon nga zonna zikolala Mbalala mu district ye mukono. Abalwanirira eddemeb ly’abakozi beebasooka […]
Abakozi beekalakaasizza
Abakozi mu kkampuni epakira ebintu eya Riley besudde akambayaaya nebalumba abakozi baabwe nga babalanga kubasasula nsimbi za lubatu. Abakozi bano basoose kugumba ku kitebe ky’esaza mu district ye mukono nga bawakanya eky’okubasalanga omusolo ku busente obutono bwebabawa. Abakozi bano bagamba nti buli lweboogerako […]
Mukomye entalo-Katikkiro
Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye endoolito zebyobufuzi mu kitongole kya KCCA . Bwabadde asisisnkanye ba meeya bazidivision za kampala nebakansala abakiika ku lukiiko lwa KCCA , Mayiga ategeezezza nga entalo ezitagwa mpaawo gyezitwaala kibuga okujako okutataganya empeereza eri banakampala. Mayiga asuubizza okutegeka olukungaana […]
Amukubye lwabutagyaamu lubuto
Omusawo w’ekinnansi agambibwa okukuba mukazi we katono amumize omusu ng’amulanga kugaana kugyamu lubuto , aliira ku nsiko. Poliisi nayo erumiriza nti tagenda kugumaza mbiro era baatandise dda okumuwenja obuseenene. Musa Othieno omutuuze ku kyalo Lugazi mu District y’e Buikwe yasakase mukaziwe Dorothy Batenga emiggo egyamututte […]
Lunaku lwa butonde bwansi
Nga Uganda yegasse ku mawanga munsi yonna okukuza olunaku lwokukuuma obutonde bwnsi, gavt yakuno eweze nga bwegenda okulwanirira okubulwanirira ebutaase. Minister avunanyizibwa ku buttoned bwesni Prof Ephraim Kamuntu ategeezeza nga ebbula lyemere bweryeyongedde olwokusanyawo obutonde bwensi. Kamuntu ategeezezza nga bwebuli obuvunanyizibwa bwabuli munauganda okukuuma obutonde […]
Eyatta ekkumi asibiddwa emyaka 90
Omujaasi w’eggye lya UPDF eyakuba mu bantu amasasi ne gattako 10, asibiddwa emyaaka 90. Ku myaka 90 gino Private Patrick okot gyasibiddwa a 65 gyakutta okutta abantu, okugezaako okutta abantu saako nokubbisa eryaanyi , emyaaka 25 gyakulemererwa okukuuma ebintu byamaje. Sentebe wa kooti yamaje […]