Amawulire
Basajjabalaba asekera mu kikonde
Kooti etaputa ssemateeka eyimirizza eby’okuwozesa naggagga Hassan Basajja balaba Kidiridde Basajja okuddukira mu kooti eno ngawakanya eby’okumuwozesa mu kooti ekola ku gy’obukenuzi. Basajja agamba nti tewali nsonga lwaki ate aggulwaako emisango gyegimu ate egyagobwa mu kooti ya Buganda road. Emisango egivumuvunaanibwa gya kwepena misolo […]
Mukkakkane
Bannayuganda abakkakkalabiza egyaabwe mu ggwanga lya South Sudan basabiddwa okukuuma obukkakamu. Bano batiisizzatiisiza nga bwebagenda owkekalakaasa mu ngeri y’okuwaknya eky’okuttibwa kwa bannaabwe 2. Abasuubuzi bano bagamba nti nabob agenda kukyuukira abadinka ababatulugunya . Ssenkaggale wa poliisi Maj Gen Kale Kaihur wabula agaba […]
David Moyes asikidde Ferguson
Abadde omutendesi wa Everton , David moyes azze mu bigere bya Alex Ferguson. Ono wkautendeka Man United okumala emyaka mukaaga Bino biddiridde Ferguson okulangirira nga bw’agenda okunyuka okutendeka Man united. Ferguson 71 awangulidde lub eno ebikopo 38 nga mwotwalidde nekikopo kya premier ekyomwaka guno okuva […]
Amaggye gatatadde akaka
Amaggye g’eggwanga ganuukudde munnamaggye gen David Sejusa Tinyefuza ku byayaogedde mu mutabani w’omukulembeze w’eggwanga Tinyefuza yawandiise ebbaluwa n’agikwasa akulira ekitongole ekikessi mu ggwnaga ng’ayagala wabeeow okunonyereza ku bigambibwa nti abatawagira Brig Muhoozi Kainerugaba Tinyefuza yagambye nti eno ye’nsonga wkai waliwo abategeka olulumba ku […]
Abasawo beediimye
Abasawo abazaalisa mu ddwaliro e Mulago beedimye lwamsanyalaze. Abazaalisa bano bagamba nti baludde nga tebalina msanyalaze mu bisulo byaabwe ate nga tewali kikoleddwa kubaduukirira yadde beemulugunyiza enfunda. Bano bakedde kulumba ddwaliro n’ebipande ebisaba abakulira eddwaliro okubaddukirira bakole ku nosnga zaawe OC we Mulago, Richard Okello […]
Abakuumi ababbi
Abakuumi abasatu abassiddwaawo okukuuma emilongooti bafuuse mpisi. Bano ate basse ku mafuta ga jenereeta ‘omulongooti gwa MTN gwebakuuma nebagabbamu. Abakwatiddwa ye Jimmy Agelo, Juma Ajok, ne Matia Nsamba nga bonna bakolera kampuni ya G4S Bano babadde bakabba liita 19 eza diesel webabakwatidde […]
NRM ewaabye
NRM kyadaaki etuukiriza bw’egenze mu kooti ku nsonga z’ababaka abagoobwa mu kibiina kino. Bano nga bayita mu mubaka Saleh Kamba, bagaala kooti etaputa ssemateeka egobe okusalawo okwakolebwa spiika ku ky’ababaka abagobwa. Bagaala ababaka bano mu ngeri yeemu okuzza omusaala n’ Ensako gyebabadde bafuna okumala […]
Musenguke
Abantu abali mu bifo ebili mu buiabe bw’okukosebwa enkuba balagiddwa okubyamuka Ekitongole ekikola ku ntebereza y’obudde kyekikoze okulabula kuno nga kigamba nti enkuba ekyajja Okulabula kuzze ng’amataba gafuuse amataba mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu ng’abe kasese beebasinze okugawuliramu. Abaayo abakunukkiriza mu mutwalo tebakyalina […]
Martin Angume afudde
Poliisi yezoobye n’abawagizi b’omuyimbi Martin Angume abayiise ku ddwaliro e Mulago. Bano beeyiye ku ddwlairo oluvanyuma lw’okufuna amawulire nti abadde afudde Angume afiiridde mu ddwaliro e Mulago gyabadde ajjanjabibwa. Angume abadde atawanyizibwa obulwadde obwalya ekibumba kye n’ensigo Namwandu Julie Namugga yeebazizza abantu olw’obuwagizi bwebalaze […]
Abavubi battiddwa
Poliisi e Rakai etandise okunonyereza ku bavubi babiri abattiddwa mu kiro ekikesezza olunaku lwaleero. Ronald Sseremba ne William SSebagayi nga bano batuuze be Kasensero basangiddwa nga battiddwa ng’emirambo gyaabwe giseseeyeza ku mazzi. Akulira ekakiiko akatwala enyanja eno, John Kayomba agambye nti bano kirabika balumbiddwa nga […]