Bannayuganda abakkakkalabiza egyaabwe mu ggwanga lya South Sudan basabiddwa okukuuma obukkakamu.
Bano batiisizzatiisiza nga bwebagenda owkekalakaasa mu ngeri y’okuwaknya eky’okuttibwa kwa bannaabwe 2.
Abasuubuzi bano bagamba nti nabob agenda kukyuukira abadinka ababatulugunya .
Ssenkaggale wa poliisi Maj Gen Kale Kaihur wabula agaba nti baliko enteseganya zebalimu n’;aba sudan nga basuubira okubaamu nekyebaziggyamu.
Kaihura era agamba nti batadde abasilikale baabwe…
Abadde omutendesi wa Everton , David moyes azze mu bigere bya Alex Ferguson.
Ono wkautendeka Man United okumala emyaka mukaaga
Bino biddiridde Ferguson okulangirira nga bw'agenda okunyuka okutendeka Man united.
Ferguson 71 awangulidde lub eno ebikopo 38 nga mwotwalidde nekikopo kya premier ekyomwaka guno okuva bweyasikira Ron Atkinson nga 6 November 1986, .
Mu bikopo byawangudde mulimu ebya premier…
Amaggye g’eggwanga ganuukudde munnamaggye gen David Sejusa Tinyefuza ku byayaogedde mu mutabani w’omukulembeze w’eggwanga
Tinyefuza yawandiise ebbaluwa n’agikwasa akulira ekitongole ekikessi mu ggwnaga ng’ayagala wabeeow okunonyereza ku bigambibwa nti abatawagira Brig Muhoozi Kainerugaba
Tinyefuza yagambye nti eno ye’nsonga wkai waliwo abategeka olulumba ku nkambi ye Mbuya n’ekigendererwa kukwtairako abo abawakanya Muhoozi
Wabula aduumira eggye ly’eggwnaga gen Aronda Nyakairima…
Abasawo abazaalisa mu ddwaliro e Mulago beedimye lwamsanyalaze.
Abazaalisa bano bagamba nti baludde nga tebalina msanyalaze mu bisulo byaabwe ate nga tewali kikoleddwa kubaduukirira yadde beemulugunyiza enfunda.
Bano bakedde kulumba ddwaliro n'ebipande ebisaba abakulira eddwaliro okubaddukirira bakole ku nosnga zaawe
OC we Mulago, Richard Okello agamba nti waliwo abasawo abakwatiddwa olw'ensonga nti babadde batandise okukola emivuyo.
Abakuumi abasatu abassiddwaawo okukuuma emilongooti bafuuse mpisi.
Bano ate basse ku mafuta ga jenereeta ‘omulongooti gwa MTN gwebakuuma nebagabbamu.
Abakwatiddwa ye Jimmy Agelo, Juma Ajok, ne Matia Nsamba nga bonna bakolera kampuni ya G4S
Bano babadde bakabba liita 19 eza diesel webabakwatidde
Omwogezi wa poliisi mu bitndu bye lwengo awali omulongooti guno, Noah SSetrunjogi agamba ntibano okubakwata batemezeddwaako poliisi.
NRM kyadaaki etuukiriza bw’egenze mu kooti ku nsonga z’ababaka abagoobwa mu kibiina kino.
Bano nga bayita mu mubaka Saleh Kamba, bagaala kooti etaputa ssemateeka egobe okusalawo okwakolebwa spiika ku ky’ababaka abagobwa.
Bagaala ababaka bano mu ngeri yeemu okuzza omusaala n’
Ensako gyebabadde bafuna okumala emyaka 2 gyebamaze mu palamenti
Kamba agamba nti okuleka ababaka bano mu palamenti kitondawo ekika…
Abantu abali mu bifo ebili mu buiabe bw’okukosebwa enkuba balagiddwa okubyamuka
Ekitongole ekikola ku ntebereza y’obudde kyekikoze okulabula kuno nga kigamba nti enkuba ekyajja
Okulabula kuzze ng’amataba gafuuse amataba mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu ng’abe kasese beebasinze okugawuliramu.
Abaayo abakunukkiriza mu mutwalo tebakyalina webegeka luba ate nga munaana baafa
Commisioner akola ku ntebereza y’obudde, Michael Nkalubo agamba nti ennaku…
Poliisi yezoobye n'abawagizi b'omuyimbi Martin Angume abayiise ku ddwaliro e Mulago.
Bano beeyiye ku ddwlairo oluvanyuma lw'okufuna amawulire nti abadde afudde
Angume afiiridde mu ddwaliro e Mulago gyabadde ajjanjabibwa.
Angume abadde atawanyizibwa obulwadde obwalya ekibumba kye n’ensigo
Namwandu Julie Namugga yeebazizza abantu olw'obuwagizi bwebalaze bba okuva lweyalwaala okutuusa okufa.
Poliisi e Rakai etandise okunonyereza ku bavubi babiri abattiddwa mu kiro ekikesezza olunaku lwaleero.
Ronald Sseremba ne William SSebagayi nga bano batuuze be Kasensero basangiddwa nga battiddwa ng'emirambo gyaabwe giseseeyeza ku mazzi.
Akulira ekakiiko akatwala enyanja eno, John Kayomba agambye nti bano kirabika balumbiddwa nga badda ewaka.
Akulira poliisi enonyereza ku buzzi bw'emisnago mu district eno Rose Nabakooza…
Abantu abakunukkiriza mu mutwalo omulamba beebakoseddwa amataba mu bitundu bye Kasese.
Minister akola ku bigwabitalaze, Musa Ecweru agamba nti bamaze okutuusa obuyambi ku bantu bano abassiddwa mu nkambi ku ssomero lya Kasese primary school.
Bbyo ebimotoka biwetiiiye bimaze okutuuka ku ddwaliro lye Kilembe okulijjamu ettaka elyajjira ku mazzi agabula kata okusuula eddwaliro.
Bbo abajaasi ba UPDF abali mu…