Eyali amyuka omukulembeze w’eggwanga POrof Gilbert Bukenya wakwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga.
Mu mboozi eya kafubo naffe ng’asinziira mu maka ge e Kakiri , Prof Bukenya agambye nti wakwesimbawo mu kibiina kye ekya NRM era nga ssinga ayitamu ate yeeyongerayo ku ntebe y’omukulembeze w’eggwanga.
Prof Bukenya ekozesezza eky’okulabirako ky’omuzannyo gw’omupiira ng’agamba nti keekadde naye yesogge ensitaano, Bukenya ssinga…
Ab'ekibiina kya NRM bagenda mu mbuga z'amateeka ku babaka abagobwa u kibiina
Bano balemeddeko nga bagaala ababaka bano bagobwe mu palamenti
Akulira akakiiko akalondesa mu NRM, Dr Ruhakana Rugunda agamba nti ebyasaliddwaawo spiika bimenya amateeka n'okuvvoola okusalawo kw'abantu
Rugunda era agamba nti yeewunyizza nnyo okulaba nti Kadaga amyuka ssentebe w'ekibiina mu Buvanjuba yennyini yefuula ate nga adda ku…
Ababaka abagobwa mu kibiina kya NRM gyebuvuddeko baluyiseeko.
Spiika wa palamenti Omukyala Rebecca kadaga olwaleero ategeezezza ng’ababaka bano bwebatasobola kugwa mu palamenti nga NRM bw’ebadde eyagala.
Agambye nti tewali tteeka ligamba nti omubaka bw’agobwa mu kibiina aba alina n’okugobwa mu palamenti.
Kadaga era agambye nti yafuna dda ebbaluwa okuva mu NRM esaba nti awandiikire akakiiko akalondesa g’asaba okulonda…
Omuwendo gw’abantu abafiiridde mu mataba agalumbey ebe Kasese gutuuse ku munaana
Emirambo mukaaga gyegyakanyululwaayo ng’ebiri baginoonya
Abamaggye nabaddukirize aba Redcross beebali mu kuyambako okunyulula emirambo.
Bo aba Redcross bataddew enkambi abantu abasoba mu 1500 abatalina webegeka luba webagenda okudda
Ssabassajja Kabaka aguddewo omwoleso gw'ettaka n'omulanga eri KCCA okutegaka obulungi ekibuga.
Ssabassajja Kabaka era asabye n'ekitongole kya NEMA okufuba okukwatagana nabali mu byettaka okutegeka eibuga ate ng'abantu bakuumue obutonde
Ssabassaja era ayagala ministry ekola ku byettaka okukolagana obulungi n'ekitongole kya Buganda eky'ettaka okulaba nti wabaawo enkulakulana
Omwoleso guno ogubadde e Bulange e Mengo nga gwakufundikirwa ku lunaku lwa…
Omulambo gw'omuntu gunyuluddwa mu mataba aganjadde okubuna amayumba g'abantu mu District y'e Kasese.
Emirala ebiri gikyanoonyezebwa.
Amataba gaavudde ku mugga Nyamwamba okubooga ne gutandika okuyiwa amazzi, agaayanjalidde mayumba g'abantu abalinaanyeewo.
Okusinziira ku musasi wa dembe fm ,abantu bangi bali mu kubundabunda olw'obutabaako webeegeka luba, enguudo zibuutikiddwa mazzi nga n'entindo ezisinga zitwaliddwa amazzi.
Entambula okuva e Kasese okudda e Fortportal…
Emikolo gy'okukuza olunaku lw'abakozi gilinyiddwaamu eggere, omwaala bwegukubyeeko amazzi neganjala.
Kino kivudde ku nkuba eya maanyi etonnye olunaku lwaaleto.
Amaka agawera gakoseddwa, emilimu okusanyalala kko n'amazzi okubuna ekisaawe kye Hima awabadde wagenda okubeera emikolo gy'abakozi mu district ye Kasese.
Omwaala ogukubyeeko gweegwa Nyamwamba mu municipaali ye Kasese
Oluvanyuma lwa sabiiti ttaano ng’ekisaawe kye Nakivubo kigaddwa, kyaddaki kiguddwaawo
Ab’ekitongole ekiwooza ekya Uganda Revenue authority bategeraganye n’abaddukanya ekisaawe kino era nga kigguddwaaow
Abe Nakivubo bawaddeyo obukadde 50 awamu n’okusasula ba wanyondo aba Ismba speed auctioneers
Manager w’ekiwsaawe kino, Ivan Lubega agamba nti bagenda kutandikirawo okulongoosa ekisaawe olunaku lw’enkya olwo emilimu giddemu okukwaggya
Essuubi lya banna DP okusimbawo omuntu mu kitundu kye Butebo ljja lisebengerera
Negyebuli kati teri munnakibiina yavuddeyo kulaga nti ayagala okukwata bendera yaakyo
Akulira DP, Nobert Mao agamba nti tebakkiririza mu kyakuwgaira namwandu w’eyali minister Stephen Malinga
Mao kino akitadde ku kibiina okuba nga kirina emirandira eminafu nga y'ensonag lwaki batandise kawefube w'owketoloola eggwnaga lyonna nga bazza obuggya…
Aba kampala capital city authority kyaddaki bavuddmeu omwaasi ku luguudo lw akafumbe Mukasa
Executive Director, Omukyala Jennifer Musisi ayagala kkampuni eyapatana okukola omulimu guno naddala ogw’okukola ku kazambi n’amazzi okukyusibwa
Musisi agamba nti kkampuni eno y’esinze okubalemesa
Ono agmaba nti ssinga buli kimu kidda wnasi waabwe, bajja kusobola bulungi nnyo okululabirira nga tebalina gwebekwasa
Ministry ekola ku byenguudo yapatana…