Amawulire

Okwejja mu bwavu…enteekateeka ezze

Ali Mivule

April 18th, 2013

No comments

Enteekateeka namutaayika enayamba abantu okwejja mu bwavu etongozeddwa   Enteekateeka eno etuumiddwa vision 2040 ekirambika nga bannayuganda bwebajja okuba nga bamaze okwejja mu bwaavu omwaka guno wegunatuukira   Gavumenti essira egenda kulissa mu kulima, okwongera ku masanyalaze n’okutumbula bannamakolero.   President museveni y’atongoezza enkola enteekateeka […]

Tumukunde aluyiseeko

Ali Mivule

April 18th, 2013

No comments

Eyali akulira ekitongole ky’amaggye ekikessi Brig Henry Tumukunde aluyiseeko . Ono yadde kooti yamusingisizza omusnago gw’okuvoola amateeka agatwala amaggye , emulabuddebulazi obutakiddamu era bw’atyo n’ayimbulwa Ono abadde avunaanibwa olw’ebigambo byeyayogerera ku radio emu wamu mu kampala ng’alumba gavumenti gyeyaleeta mu buyinza okuva ku mulamwa,.  

Tumukunde gumusse mu vvi

Ali Mivule

April 18th, 2013

No comments

  Eyali akulira ekitongole eikessi mu ggwanga Brig Henry Tumukunde singisiddwa omusnago gw’okumenya amateeka agatwala amaggye. Kooti y’amaggye ekulirwa Brig Fred Tolit wabula amwejeredde ku misnago gy’okwogera ebya kalebule ng’oludda oluwaabi teluleese bujulizi bumala. Omusnago ogumusingisiddwa gulina ekibonerezo kya kuwanikibw aku kalabba oba kugobwa mu […]

Eyatta abantu e Bombo bumukeredde

Ali Mivule

April 17th, 2013

No comments

  Omujaasi eyatta abantu mu bitundu bye Bombo bamuzizza mu bantu gy;agenda okuwozesebwa   Kooti y’amaggye ekulirwa Brig Fred Tolit kati yakutuula mu kibuga bombo okuva ku lunaku lwa bbalaza ng’ewozeseza omujaasi ono   Patrick Okot yasasirira amasasi mu bantu abali mu kinyweero e Bombo […]

Embeera ya Martin Angume mbi

Ali Mivule

April 17th, 2013

No comments

Embeera yo muyimbi Martin Angume eyongedde okweralikiriza. Okusinzira ku mukyala we ali mudwaliro ekulu e Mulago Julie Ssemugga abasawo bamukebedde nga ekibumba kiri mu mazzi wamu n’ensigo ze ndwadde. Mu kiseera kino Angume takyasoboola kulya bulungi wadde okutambula era nga mukyala we asambye abawagizi bbe […]

Omwana afiiridde mu tanka y’amazzi

Ali Mivule

April 17th, 2013

No comments

Omwana ow’emyaka omunaana agudde mu tanka n’afiiramu.   John Luyimba abadde muyizi ku ssomero lya Lwankoni primary school  e Rakai.   Omwana ono ssenga we abadde mutumye kukima mazzi bw’abadde yakadda ku ssomero ku ssaawa munaana ez’emisana   Omwana ono asoose n’aleeta ekidomola ekisoose kyokka […]

Ababaka bakiise embuga

Ali Mivule

April 17th, 2013

No comments

Ababaka okuva mu kabondo k’ababaka abava mu Buganda bakkiriziganyizza okusooka okwebuuza ku bantu ku ky;okuzza ebintu bya Buganda ebili mu mikono gya gavumenti. Okukkaanya kuno bakutuseeko mu kafubo keebabaddemu ne kamala byonna wa Buganda eng JB Walusimbi Ababaka bano nga bakulembeddwa Godfrey Kiwanda agamba nti […]

Cholera asse 3

Ali Mivule

April 17th, 2013

No comments

Ekirwadde ekiteeberezebwa okubeera kkolera kizinzeko district ye Hoima nekireka nga 3 bafu. Abafudde kuliko  Moses Olindi 48 years, Phoebe Nambasi, 4years old and an eight month-old baby. Akulira ebyobulamu mu district eno , Dr Fredrick Dinume akakasizza bino nategeeza nga nabalala 14 bwebali mumbeera embi. […]

Ababaka abagobeddwa bawanda muliro

Ali Mivule

April 16th, 2013

No comments

Ababaka abagobeddwa mu kibiina kya NRM bagaanye okwetonda nga bwebasabiddwa ekibiina kyaabwe bwebaba nga bakuddamu okwanirizibwa   Bano boogeddeko eri bannamawulire olwaleero nebategeeza nga bwebatajkjja kusirika kubanga baliwo ku lwa bantu Ababaka okubadde Theodore Sekikuubo, Wilfred Niwagaba ne Bernabas Tinkasimire bagamba nti eky’okubagoba ssikyamumalawo bizibu […]

Nabagereka ku siliimu

Ali Mivule

April 16th, 2013

No comments

Nabagereka wa Buganda Sylivia Naginda, asabye abakulembeze ab’ennono, okwenyigira obuterevu mu kulwanyisa obulwadde bwa siliimu, naddala okuva ku ba maama okudda ku baana. Binio Nabagereka abyogeredde mu Lubiri e Mengo bwabadde atongoza kaweefube w’okulwanyisa akawuka ka siliimu okuva ku ba maama okudda ku baana. Agambye […]