Amawulire
2 bafudde
Abantu babiri baafiruiddewo mbulaga mu kabenje akagudde ku Frobil ku luguudo oluva e Bukoto okudda e Ntinda Akabenje kano kabaddewo enkya ya leero omugoba w’emmotoka kika kya Nadia no. UAN 597S bw’ewabye n’etta abatambuze babiri Abagenezi tebategerekese mannya kyokka nga basajja abateberezebwa okubeera wakati w’emyaka […]
Poliisi egaddwa lwabutasasula
Ofiisi za Poliisi e SSembabule zigaddwa lwa butasasula nsimbi za bupangisa Poliisi eno ku kyaalo Kyabi , lugusulu mu district ye Ssembule ebanjibwa obukadde kkumi na bubiri n’ekitundu . Mu mwaka gwa 2008, aba poliisi baliko okukkaanya kwebatuukako ne Veronica Olikiriza ne Yasin Ssekalala nga […]
Omumenyi w’amayumba
Abadde agufudde muze okumenya amayumba g’abagenze okukola agudde ku kyookya. Olwaleero tebimugendde bulungi bwebamukutte lubona ng’aliko byamaze okusiba Akwatiddwa ye Richard Mukasa ng’abadde amaze okusiba akasawo k’omukazi, bedcover, emizindaalo, ne CD za filimu Omusajja ono poliisi egenze okumuggya ku batuuze ng’asigaddemu kikuba mukono. Kyokka omusajja […]
Abadde afera wa maawulire
Abadde yeeyita owa Iso ng’ayagala okufere owa mawulire atulukukidde amaziga ku poliisi ng’agamba bamuwaayirirza Ono obwedda akaaba nga talina katambaala amazeemu aba poliisi enseko bwa’ategeezezza nga bwabadde talina musango. Ekyewunyisa nti omusajja ono agaambye okwogera amannya ge yadde ekimukwatako ekyongedde okukakasa poliisi nti mubbi. […]
Aba DP bakwatiddwa- Brenda Nabukenya y’akulira abavubuka
President wa bamusaayi muto ba DP omulonde, era nga ye mubaka we Luweero Omukyala Brenda Nabukenya akwatiddwa Nabukenya akwatiddwa wamu n’omwogezi wa DP Kenneth Paul Kakande, councilor Kataabu n’abalala abatannamanyika muwendo. Bano okukwatibwa babadde boogerako eri bannamauwlire nga bafulumya olukalala lwabakulembeze abaggya beebalonze […]
Mwekebeze siriimu
Obwa kabaka Buganda busabye abantu naddala ababeera mu Kisenyi okwekebeeza abawuka ka sirimu ne kokoolo ku bwereere mu lubiri lwa Ssabasaja okutandika nga 9- 12 omwezi guno. Minister wa Buganda ow’ebyobulamu Nelson Kawalya agamba nti enteekateeka eno yakuyamba abantu okumanya webayimiridde mu bulamu bwaabwe. Kawalya […]
Bawamba abantu nebabatta
Abasajja 2 ababadde bawamba abantu nebabanyagulula ate nebabatta bakwatiddwa Robert Muwonge omuvuzi wa spesulo e Makindye ku petro city ne Sam Kitendwa beebakwatiddwa nga bagezaako okutta Samuel Ogwa okuva e Lira Kigambibwa okuba nga ababiri bano balina ogubinja gwebakolagana nagwo nga bawamba abantu kyokka ate […]
Omusamize akwatiddwa
Police e mubende ekutte sentebe w’abasamize lwa bubbi. Ssenganga Mpungu abanji gwebamanyi nga Jjaja Mpunguteryabire yakwaatiddwa oluvanyuma lw’embwa ya police enkonzi yolusu okutuusa abasirikale ba police mu makage ku kyaalo Katogo nebasangayo ebintu ebibbe . Okumukwaata, police ebadde ekola ebikweekweto oluvanyuma lwababbi abamenye amayumba […]
Omwana agudde mu kabuyonjo
Omwana ow’emyaka 2 agudde mu kabuyonjo n’afiirawo Omwana ono nyina ategerekese nga Hadijah Khalid Abatuuze ku kyaalo Nakitende e Igang awabadde akabenje kano bagamba nti omwana ono yeemuludde ku nyina ng’eno gy’agwiridde mu kinnya n’afiirawo. Poliisi ye Iganga eyitiddwa bukubirire okuyambako okujjayo […]
DP yekutuddemu-Mao agobye abamu
Ebya DP bikyaali biwanvu ng’ olwaleero ssenkaggale wekibiina Norbert Mao ayimirizza bunambiro omwogezi wekibiina Kenneth Paul Kakande nga ono alangibwa kwefuula nampulira zzibi nategeka tabamiruka wekiwayi kyabavubuka ekya Ono mungeri yeemu alabudde nomubaka omukyala akikirira district ye luweero Brenda nabukenya , sam muyizi, john mary ssebuufu […]