Amawulire
Obumenyi bw’amateeka bweyongedde-Alipoota
Bya Juliet Nalwooga, Poliisi etegezezza nga bwewabaddewo okweyongera mu bumenyi bwamateeka kwa 0.1% mu mwaka gwa 2021, bwogergeranya ku misango gyebafuna mu 2020. Mu alipoota ya poliisi ekwata ku bumenyi bwamateeka eyomwaka baafunye emisango emitwalo 19 mu 6,081 mu 2021 ngagiri waggulu kugya, emisango emitwalo […]
Palamenti egaanye okugya omusolo ku Migaati
Bya Prossy Kisakye, Palamenti egaanye okugya omusolo ku migaati nébigikola. Kino kidiridde omubaka wa Kampala central Muhammad Nsereko, okusaba palamenti mu kifo kyókusonyiwa abawoteeli emisolo mu kusikiriza abalambuzi wakiri emigaati gyegiba gigibwako omusolo ku gyetanirwa nyo abavubuka. Ono agamba nti abalambuzi abagenda mu mawoteeli bbo […]
Entiisa e Lugoba- Omulambo gubbiddwa mu ntaana
Bya Ivan Ssenabulya, Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Lugoba-Kiwenda mu disitulikiti ye Wakiso, abaayo bwebakedde ng’esigalira by’omutaka bibbiddwa okuva mu ntaana. Omugenzi ye Livingstone Ssebunya yafiira ku myaka 60 mu mwaka gwa 2015, ngajjukirwa nnyo okuwerezaako mu Uganda Adventist Union, wabula bino byakoleddwa mu budde […]
Poliisi e Ssembabule etandise okunonyereza ku butemu obwakolebwa ku Musuubuzi
Bya Malik Fahad, Poliisi mu disitulikiti ye Ssembabule banonyereza ku butemu obwakoleddwa ku musubuzi wente bweyabadde atambula okuddayo awaka. Omgenzi ye David Mushabe owemyaka 30 ngabadde mutuuze ku kyalo Nyabitanga mu gobolola ye Ntusi e Sembabule. Kigambibwa nti omugenzi yaleeta ente e Kampala ku lunnaku […]
Abalamazi 400 basimbdde okuva mu ssaza lye Lira
BYA CHARITY AKULLO Abalamazi abali mu 400 amakya ga leero basimbudde okuva mu diocese ye Lira, basimbye kasooli okwolekera Namugango gyebagenda okwetaba mu kulama kwomwaka guno nga 3 June. Bano bavudde mu bisomesa 20 nga bolekedde okutambula KM 300, omulabirizi we Lira Lino Wanok yabasimbudde […]
Gavt tegenda kwongeza misolo mu mbalirira ya 2022/23
Bya Moses Ndaye, Gavumenti ezzeemu netegeeza nga bwetagenda kwongeza musolo ku bintu mu mbalirira yomwaka gwe byensimbi ogujja 2022/2023. Bino byogeddwa minisita owé bye’nsimbi Matia Kasaijja, agambye nti gavt kino ekikoze okusobola okutaasa bannauganda abazitowereddwa ebeeyi yámafuta ne bintu ebikozesebwa mu bulamu bwa bulijjo. Ono […]
Aba NUDIPU basabye Gavt okukola ennongosereza mu mateeka agatyoboola eddembe lyabwe
Bya Prossy Kisakye, Ekibiina omwegatira abantu abaliko obulemu mu ggwanga ekya National Union of Disabled Persons of Uganda (NUDIPU) kisabye gavumenti okukola ennongosereza mu mateeka agakwata ku bantu bano agatyoboola eddembe lyabwe. Bino byogeddwa Esther Kyozira,akulira emirimu mu kibiina kya NUDIPU, bwabadde ayogerako ne bannamawulire […]
Poliisi ewera okwambalira abanagezaako okukyankalanya emirembe
Bya Juliet Nalwooga, Poliisi erayidde okusigala ngékozesa eryaanyi okugumbulula enkungana ezimenya amateeka ezitegekebwa abakulembeze nga tebagoberedde tteeka lya POMA. Bino byogeddwa omwogezi wa poliisi, Fred Enanga, oluvanyuma lweyavuganya kuntebbe eyomuk weggwanga Dr.Kiza Besigye okutegeeza olupapula lwa daily monitor olunaku lweggulo nti yasibiddwa mu makage okuvira […]
Gavt eragidde ebitongole okuvaayo ne biragiro ku bikolwa ebyókukabasanya abakyala
Bya Ndaye Moses, Gavumenti esabye ebitongole byayo ne byobwannanyini okubagawo ebiragiro ebinagobererwa mu kulwanyisa ebikolwa ebyokukabasanya abakyala ku mirimu. Okusinzira ku kwakulira ensonga za bakyala mu minisitule eye kikula kya bantu, Mayanja Idi Mubarak buli kitongole kirina okuba ne biragiro kunsonga eno okutaasa abakyala abatusibwako […]
Agambibwa okuba omuyekera wa ADF yeganye ebikolwa byóbutujju
Bya Ruth Anderah, Munna-Uganda eyasibwako mu kkomera lya Guantanamo Bay ngavunanibwa okubeera omuyekera era omutujju wa Allied Democratic Forces (ADF) yegaanye emisango egimuvunanibwa mu kooti ya Buganda Road. Jamal Kiyemba owemyaka 43 amanyiddwa nga Tonny yaletebwa mu kooti wiiki ewedde mu maaso gomulamuzi Dr Darglas Singiza […]