Amawulire

Abatuuze e Hoima bafunye ebyappa 127

Abatuuze e Hoima bafunye ebyappa 127

Ivan Ssenabulya

May 19th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Minisita owe byamasanyalaze nobuggaga obwensibo Ruth Nankabirwa awadeyo ebyappa 127 eri abatuuze abakosebwa ne pulogekiti yómudumu gwa mafuta ogulina okuyita mu kitundu kye Hoima. Bwbadde ayogerera ku mukolo ogwokuwaayo ebyappa bino eri bannyini byo, minisita yebaziza abatuuze okuba abagguminkiriza wakati nga gavt […]

Omusajja asibisiza eyali mukyalawe

Omusajja asibisiza eyali mukyalawe

Ivan Ssenabulya

May 19th, 2022

No comments

Bya Ruth Andearah, Omusajja atuute eyali mukyala we gwalinamu omwana omu mu kkooti ng’amulanga kumubba. Olishaba Sharon ne bba omupya Matovu Constantine nga bonna basubuzi ku container village basimbiddwa mu kkooti ya Buganda road mu maaso g’omulamuzi we daala erisooka Siena Owomugisha abasomedde omusango gw’obubbi […]

Abasomesa Basayansi bayimiriza akeediimo kabwe

Abasomesa Basayansi bayimiriza akeediimo kabwe

Ivan Ssenabulya

May 19th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Abasomesa bayansi mu ggwanga wansi wékibiina ekibagatta ki Uganda Professional Science teachers Union (UPSTU) basazeewo okuyimiriza akeediimo kabwe okutuusa nga 13th June 2022. Ennaku 10 eziyise, abasomesa bano bateeka wansi ebikola nga bawakanya ekya gavumenti okwawulayawula mu ngaba yémisaala, pulezidenti Museveni bweyavaayo […]

UDB eddukiridde abali mu by’obulambuzi n’obuwumbi 60

UDB eddukiridde abali mu by’obulambuzi n’obuwumbi 60

Ivan Ssenabulya

May 18th, 2022

No comments

Bya Ndaye Moses, Uganda development bank ngeri wamu n’omukago gwa European Union eriko obuwumbi bwensimbi za Uganda 60 bwewadde ebitoongole ebiri mu byobulambuzi okwedabulula oluvanyuma lwokukosebwa omuyaga gwe kirwadde kya covid Managing director banka eno Patricia Ojangole agambye nti obuyambi buno bwakugasa abali mu mulimo […]

Ebibira by’eyongeddeko obungi ne bitundu 13.4%

Ebibira by’eyongeddeko obungi ne bitundu 13.4%

Ivan Ssenabulya

May 18th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ebibira mu ggwanga byeyongeddeko okuva ku bitundu 9.5% nga bwebyali mu 2005 okudda ku  13.4% mu 2021. Bino byogeddwa minisita wámazzi nóbutonde bwensi Sam Cheptoris, mu kugulawo olukungana lwa StockHolm+50 National Consultation. Obubakabwe bwetikiddwa omuwandiisi owenkalakalira mu minisitule eno, Okidi Okot, agambye nti […]

Mayiga akubiriza abakyala okukola enyo

Mayiga akubiriza abakyala okukola enyo

Ivan Ssenabulya

May 18th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya, Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akinoganyiza nti obwakabaka okuddamu okunyikiza enkola y’abantu okuwasa n’okufumbirwa nga bakyaali, kkubo ddene nnyo erigenda okwesigamwako okuzza Buganda kuntiko. Katikkiro bino abyogedde asisinkanyemu abakulembeze ba bakyaala abakulisitaayo aba Mothers Union okuva mu bulabirizi bwe Namirembe, abakyaddeko […]

Abavubuka bakubiriziddwa nti bakomye okulowooleza mu kuweebwa.

Abavubuka bakubiriziddwa nti bakomye okulowooleza mu kuweebwa.

Ivan Ssenabulya

May 18th, 2022

No comments

Bya Gertrude Mutyaba, Abavubuka bakubiriziddwa nti bakomye okulowooleza mu kuweebwa. Obubaka bubawereddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga bwabadde aggalawo olusirika lw’abakulembeze babavubuka ba Buganda, olwakulungudde ennaku 3 mu kibuga Masaka. Katikkiro agambye nti abavubuka basanidde okubeera abayiiya ennyo mu mirimu, lwebanakyusa obulamu bwabwe. Owembuga ategezezza nga […]

Abaliko obulemu benyamivu olwe bbula ly’emirimu

Abaliko obulemu benyamivu olwe bbula ly’emirimu

Ivan Ssenabulya

May 18th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, National Union of Disabled Persons of Uganda (NUDIPU) ekibiina ekigatta abantu abaliko obulemu mu gwanga, balaze okutya ku bbula lyemirimu eryeyongedde mu baliko obulemu. Ssenkulu wekitongole kino Esther Kyozira, agambye nti kino kyongedde okutekawo okutya n’okusomozebwa gyebali. Agambye nti banaabwe bangi abasoma era […]

Leero lunaku lw’emakaddiyizo

Leero lunaku lw’emakaddiyizo

Ivan Ssenabulya

May 18th, 2022

No comments

Bya Ben Jumbe, Olwaleero ensi yegasse awamu okukuza olunnaku lwamaddiyizo olwa International Museum Day. Obubaka obujidde ku lunnaku luno, abaddukanaya ebifo omukumirwa ebintu ebikadde mu Uganda basabye gavumenti okubangawo minisitule eyetongodde eyobuwangwa. Ssentebbe owa Uganda community Museum Association, Abraham Kitakulwa agambye nti nobuwagizi bukyetagisa okuva […]

Among alabudde ababaka ku ndagaano y’e mmwanyi

Among alabudde ababaka ku ndagaano y’e mmwanyi

Ivan Ssenabulya

May 18th, 2022

No comments

Bya Wadero Auther, Omukubiriza wa palamenti Anita Among akoze okulabula eri ababaka ba palamenti, obutava mu mbeera okutabangula olutuula lwaleeronga bateesa ku alipoota ekwata ku ndagaano yemnwayi. Agambye nti yakitegeddeko nti waliwo abategeka okutabangula olutuula lwalero, naye bakyewale kubanga abetegekedde okubakwatako nomukono ogwekyuma. Ategezezza nga […]