Amawulire

Kkooti egobye okusaba kwa bakulembeze ba disitulikiti yé Masaka ku ttaka lya Kabaka

Kkooti egobye okusaba kwa bakulembeze ba disitulikiti yé Masaka ku ttaka lya Kabaka

Ivan Ssenabulya

May 5th, 2022

No comments

Bya Malik Fahad, Kooti enkulu e Masaka egobye okusaba okubadde kuyimiriza abakulembeze ba disitulikiti ye Sembabule okukozesa ettaka lyobwakabaka bwa Buganda. Bannamateeka ba Buganda aba Atumanya Company Advocates bawawabira abantu nga bakayanira ettaka erisangibwa ku block 83 plots 260 ne 196 ku kyalo Kabosa. Ekitongole […]

Ababaka bagala ensimbi mu kutebenkeza obukuumi ku makubo zongerweko

Ababaka bagala ensimbi mu kutebenkeza obukuumi ku makubo zongerweko

Ivan Ssenabulya

May 5th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Ssentebbe ow’omukago gwa palamenti kubyenguudo nekozesa yaazo, omubaka Alex Ruhunda alaze obwetaavu okwongera ku mbalirira ye ssente ezitekebwa mu byobutebenkevu ku nguudo, okukendeeza ku muwendo gwabantu abafiira mu bubenje. Ono abadde ayogerako naffe ku kabenje aketabiddwamu Bus ya Link e Fort-portal akafiriddemu […]

Okulaga enkalala zá balonzi mu Omoro kufundikiddwa

Okulaga enkalala zá balonzi mu Omoro kufundikiddwa

Ivan Ssenabulya

May 5th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Akakiiko ke byokulonda kamaliriza okulaga enkalala za balonzi mu kudamu okulonda omubaka wa palamenti owa Omoro County. Omulimo guno gwali gwatandika nga 25th April wabula gwakkomekerezebwa olunaku lweggulo. Mu kwogerako ne Dembe FM akulira ebyokulonda mu Omoro, Moses Kagona agambye nti omulimo […]

Abantu 2 bafiiridde mu muliro ogukutte e Kanisa

Abantu 2 bafiiridde mu muliro ogukutte e Kanisa

Ivan Ssenabulya

May 5th, 2022

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Abantu 2 bakakasiddwa okuba nga bafiiridde mu nnabambula wómuliro ogukutte ekanisa mu kibuga kye Jinja. Okusinzira ku muddumizi wa poliisi mu Jinja central, David Otabongo, abantu abómutima omubi balumbye ekanisa ya Holy healing church esangibwa mu Mpumudde Ward mu Jinja south City […]

Gavt yetaaga obuwumbi 120 okukola kunsimbi zábakadde

Gavt yetaaga obuwumbi 120 okukola kunsimbi zábakadde

Ivan Ssenabulya

May 5th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Minisitule evunanyizibwa ku kikula kyábantu yetaaga obuwmbi bwensimbi 120 okukola ku pulogulamu ya gavt eyokulabirira abakadde mu mwaka gwe byensimbi ogujja. Ensimbi zino zisuubirwa okukola ku bakadde abasoba mu mitwalo 35 Gavumenti ngeyambibwako abagabi bóbuyambi yatandika pulogulamu mweweera abakadde abawezeza emyaka 80 […]

Palamenti asabye poliisi ne Minisita Katumba banonyereze ku bubenje bwókunguudo

Palamenti asabye poliisi ne Minisita Katumba banonyereze ku bubenje bwókunguudo

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2022

No comments

BYA BENJAMIN JUMBE NE JULIET NALWOOGA, Amyuka sipiika wa palamenti Thomas Tayebwa, asabye poliisi ne minisita owe byentambula Gen Katumba Wamala, okunonyereza ku bubenje obweyongera mu ggwanga. Kino kidiridde akabenje dekabusa akagudewo enkya ya leero, baasi ya kampuni ya Link buses bwegudde abantu abasoba mu […]

Poliisi etandise okunonya abantu basatu abasse munaabwe

Poliisi etandise okunonya abantu basatu abasse munaabwe

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2022

No comments

Bya Abubaker Kirunda, Abobuyinza mu tawuni kanso ye Nabukalu mu disitulikiti ye Bugiri babakanye nomuyiggo ku bantu 3, abagambibwa okutemula munaabwe oluvanyuma lwolutalo lwebeetabyemu ku muwala. Ssentebbe wa LC III Godfrey Kakaire agambye nti bano balabika bebasse Umar Muzungu abadde omutuuze ku kyalo Buwologoma mu […]

Gavt evudeyo nébinagobererwa eri abagala okutandika amasundiro gámafuta

Gavt evudeyo nébinagobererwa eri abagala okutandika amasundiro gámafuta

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Gavumenti evudeyo ne biragobererwa eri abagala okutandikawo amasundiro ga mafuta mu ggwanga. Kino kidiridde okwemulugunya nti bangi batondawo amasundiro g’amafuta mu bifo ebikyamu, era awatali kugoberera mateeka. Bwabadde ayogera ne bannamwulire ku Media Center mu Kampala, minisita webyettaka, okuzimba nenkulakulana yebibuga Judith […]

Abantu 20 bafiiridde mu kabenje e Fort portal

Abantu 20 bafiiridde mu kabenje e Fort portal

Ivan Ssenabulya

May 4th, 2022

No comments

Bya Rita Kemigisa, Poliisi ekakasizza nti abantu 20 bebafiridde mu kabenja akagudde mu kibuga Fort Portal mu disitulikiti ye Kabarole. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi yebidduka mu gwanga Faridah Nampiima, poliisi e Kyenjojo ebakanye nokunonyereza ku kabenje kano akafiriddemu abanatu abangi. Akabenje kano ketabiddwamu Bus […]

Abalwanirizi bóbutonde bavudeyo ku mukka omubi

Abalwanirizi bóbutonde bavudeyo ku mukka omubi

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Abalwanirizi bóbutonde bwensi nómukka omulungi balabudde nti omuwendo gwa bannakibuga, omukka omubi byakweyongera mu kampala singa tewali kikolebwa kati. Bino byogeddwa mu kutongoza ssabiiti yókuba nómukka omulungi mu kampala bannabyabutonde mwe basabidde wabeewo okukwatira awamu okulongoosa omukka omubi oguli mu ggwanga. Okusinzira […]