Amawulire
Kkooti eragidde Gavt okwekenenya ekiragiro ekyayimiriza ekibiina kya Chapter four
Bya Ruth Anderah, Omulamuzi wa kooti enkulu Musa Ssekaana alamudde nti kyali kikyamu okuyimiriza ekitongole kya Chapter Four Uganda okukola emirimu, ekiragiro ekyava mu National Bureau for Non-Governmental Organizations ekivunanyizibwa ku mirimu gyebitongole nakyewa. Omulamuzi agambye nti kyali kikyamu kubanga okubayimiriza awataali kuwa bbanaga eggere, […]
Katikkiro atongoza emigyoozi gyémisinde gyámazaalibwa ga Kabaka
Bya Prossy Kisakye, Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alangiridde enteekateeka entongole egenda okugobererwa mu kudduka emisinde gy’amazalibwa g’Omutanda ag’emyaka 67 era natongoza n’olukiiko olugenda okuteekateeka emisinde gino. Ssabasajja Kabaka yasiimye emisinde gino giberewa nga 3 omwezi ogw’omusanvu mu Lubiri lwe olwe Mengo, era gigenda […]
Minisita Oboth akakasiza nti omusirikale wa UPDF eyasiwuse empiisa wakukangavulwa
Bya Auther Wadero, Minisita omubeezi owebyokwerinda nebazirwanako, Jacob Oboth Oboth akakasiza ababaka ba palamenti nti akakiiko mu ggye gye ggwanga erya UPDF akanonyereza ku buzzi bwemisango kakunonyereza ku musirikale wabwe eyakutte omusirikale wa poliisi owokuluguudo amataayi. Olunaku lweggulo mu kibuga kampala, ku mukwano mall wakati […]
Abasuubuzi mu katale e Lukaya bemulugunya
Bya Gertrude Mutyaba, Abasubuzi abakolera mu katale ke Lukaya mu district ye Kalungu bemulugunya kungeri akatale kano gyekaazimbibwamu, mungeri gyebagamba nti yali ya gadibe ngalye. Bagamba nti enkuba bwetonnya balemesebwa okukola olw’amazzi amangi aganjaala mu katale kano. Bagamba nti bakolera mu kufiirwa. Ssentebe wa disituliki […]
Abakwatibwa ekirwadde kya Covid bongedde okukendeera
Bya Rita Kemigisa, Emiwendo gyabalwadde ba ssenyiga omukambwe mu Uganda gikyali wansi era bwegityo bwegibadde okumala wiiki 5 m kubala okwawamu mu abalwadde 53, wiiki eyaddako 66, 18, 15 ne 34. Bino byebibalo ebivudde mu kitongole ekivunayizibwa ku kutegekera egwanga ekya National Planning Authority. Mu […]
Aba DP basabye abasomesa basayansi okuyita mu UNATU okusaba Omusaala
Bya Prossy Kisakye, Ekibiina kye by’obufuzi ekya Democratic Party kisabye abasomesa ba sayansi okuyita mu kibiina omwegatira abasomesa mu ggwanga lyonna ekya UNATU okusaba bongezebwe omusaala. Kino kidiridde abasomesa basayansi olunaku lweggulo okulangirira akediimo okwetoloola eggwanga nga bagala gavt etukirize ekisuubizo kyomuk weggwanga okubongeza omusaala. […]
FDC ewagidde ekyókutwala Gen Muhoozi mu Kkooti
Bya Prossy Kisakye, Ekibiina kya FDC kyaniriza ekyamunnamateema womu kampala okutwala Lt. Gen. Muhoozi Kainerugaba mu mbuga za mateeka olwokwenyigira mu byobufuzi nga tanawumula maggye. Mu ssabiiti ewedde munnamateeka Tegule Gawaya, yatutte omusango mu kkooti etaputa ssemateeka nga alumirizi Gen Muhoozi okutegeka enkungana ze byobufuzi […]
Omwana ow’emyaka 12 akubiddwa amasanyalaze
Bya Ivan Ssenabulya, Omwana ow’emyaka 12 akubiddwa amasanyalaze agamuttidewo mu Bulambuli district. Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Rogers Taitika, agambye nti poliisi ye Buluganya etandise okunonyereza kunfa yómwana ono. Omugenzi ye Wodundu Micheal mutabani wa was a Kajeke Francis 35 nga musomesa mutendeke, era nga […]
Omuwendo gw’abalina obuzibu ku bwongo gweyongedde
Bya Moses Ndaye, Minisitule eyebyobulamu yakukola okunonyereza okwetoloola eggwanga lyonna okuzuula omuwendo omutuufu ogwa bantu abalina obuzibu ku bwongo. Okusinzira ku Dr. Charles Olaro, Director for clinical services mu minisitule agambye nti omuwendo gwa bantu abalina obuzibu ku bwongo gweyongedde ne bitundu 5.1% mu bakyala […]
Kkooti ekakasiza Omubaka Nabeta
Bya Ruth Anderah, Kkooti ekakasiza okulondebwa kwa Munna NRM Nathan Igeme Nabeta ngómubaka wa Jinja South East mu palamenti. Munne bwebavuganya mu kulonda okwakaggwa Paul Mwiru yeyaddukira mu kkooti nga awakanya okulondebwakwe. Wabula abalamuzi basatu abatuula mu kkoti eno bagobye omusango gwa Mwiru nga bagamba […]