Amawulire

Loodi Meeya yeyamye okuyambako mu kutumbula eddembe lya bannamawulire

Loodi Meeya yeyamye okuyambako mu kutumbula eddembe lya bannamawulire

Ivan Ssenabulya

May 3rd, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Nga bannamawulire bagenda mu maaso nókujaguza olunaku lwabwe olwensi yonna olwa World Press Freedom Day,     Loodi Meeya wa Kampala, Elias Lukwago,atendereza bannamawulire olwókwewaayo námagezi bweborese mu kuwereza eggwanga. Mu kiwandiiko kyafulumiza Lukwago yeyamye okuyambako mu kukuuma nókutumbula eddembe lya bannamawulire basobole […]

Nabbanja ayanukudde abasaba Gavt ku bbeeyi yé bintu

Nabbanja ayanukudde abasaba Gavt ku bbeeyi yé bintu

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2022

No comments

Bya prosy Kisakye, Ssabaminisita Robinnah Nabbanja, akubiriza bannauganda okuggumira ebeeyi yébintu eyekanamye kuba gavumenti terina kyesobola kukola mu kadde kano. Bino abyogeredde ku muzikiti gwa Gadaffi Mosque ku Old Kampala mu kusaala Eid. Nabbanja agambye nti mu kiseera kino gavumenti tegenda kusala ku misolo kuba […]

Omulangira Nakibinge asabye Gavt ku bbeeyi yébintu

Omulangira Nakibinge asabye Gavt ku bbeeyi yébintu

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe ne Ivan Ssenabulya, Jajja w’obusiraamu, Omulangira Kassim Nakibinge asomozza gavumenti ekola ku nsonga yokulinnya kwebbeyi y’ebintu. Bwabadde ayogera eri abagenyi abakunganidde mu maka ge, oluvanyuma lwokusaala e Kibuli Omulangira Nakibinge agambye nti ensonga tebasaanye kuziragajjalira oba okuzirekera akatale. Wabula asabye abantu okukendeeza […]

Ssabasajja ayagaliza abasiramu Eid ennungi

Ssabasajja ayagaliza abasiramu Eid ennungi

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 ayozayozeza abayisiramu muggwanga okumalako ekisiibo kyómwezi omutukuvu ogwa Ramadan. Mu bbaluwa gyatadeko omukono Kabaka musanyufu okulaba nti abasiramu baggumye ne basibira mu bugubi wakati mu kusomozebwa kwebyenfuna nókutyoboola eddembe lyobuntu ebiri mu ggwanga. Abasabye […]

Museveni ayozayozeza abasiramu okutuuka ku Eid

Museveni ayozayozeza abasiramu okutuuka ku Eid

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2022

No comments

Bya Rita Kemigisa, Omukulembeze weggwanga Museveni ayozayozeza abasiramu mu Uganda nensi yonna okumalako ekisiibo kyómwezi omutukuvu ogwa Ramathan. Mu bubakabwe obwa Eid Al-Fitr, Museveni agambye nti okusiiba kintu kirungi nyo kuba kisembeza omusiibi eri omutonziwe. Era ategezeza nti asuubira okuba nti omwezi omulamba abasiramu gwe […]

Abasiramu basabiddwa okwetanira pulogulaamu za Gavt begobeko Obwavu

Abasiramu basabiddwa okwetanira pulogulaamu za Gavt begobeko Obwavu

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2022

No comments

Bya Rita Kemigisa, Abasiraamu abasaalidde  ku kisaawe kye Nakivubo,Hajji Nsereko Mutumba,era nga ye mubaka wa gavumenti atuula mu disitulikiti eye Kayunga, ayozayozeza okutuuka ku lunaku luno wabula nabakuutira okwetanira entekateeka za gavt ezekwekulakulanya omuli eya parish development model ne myooga batereke ensimbi basobole okwekulakulanya. Abakubiriza […]

Mufti Mubajje asabye abasiramu okusabira emirembe nóbumu

Mufti Mubajje asabye abasiramu okusabira emirembe nóbumu

Ivan Ssenabulya

May 2nd, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Olunaku lwaleero abairamu okwetoloola ensi yonna bali mu kujaguza Eid-el-fitr olunaku olukomekereza ekisiibo kyomwezi omutuvu ogwa Ramadan. Okusaala Eid kutandise ku mizikiti ne bisaawe ebyenjawulo mu ggwanga ekya ya leero. Ku muzikiti gwa Gadaffi e Kampala mukadde, Mufti Sheikh Shaban Ramathan Mubajje, […]

Ebikolwa byókukusa abantu byéyongedde

Ebikolwa byókukusa abantu byéyongedde

Ivan Ssenabulya

April 29th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Minisitule eyensonga ezomunda mu ggwanga egamba nti ebikolwa ebyokukukusa abantu byeyongedde. Bano bagamba nti baafuna emisango mu mwaka gwa 2021, 421 okuva ku 214 gyebafuna mu 2020 nga kino kitegeeza nti ebikolwa byokukusa abantu byeyongedde ne bitundu 97% Bwabadde atongoza alipoota efulumizibwa […]

FDC erangiridde Dennis Owani okubakwatira bendera mu kulonda kwe Omoro

FDC erangiridde Dennis Owani okubakwatira bendera mu kulonda kwe Omoro

Ivan Ssenabulya

April 29th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Abekibiina kya FDC banjudde Dick Dennis Owani, okubakwatira bendera mu kudamu okulonda  okujuza ekifo ky’omubaka we Omoro county mu palamenti. Pulezidenti wa FDC Eng Patrick Amuriat yayanjudde Owani, mu lukungaana lwa bannamwulire olwenjawulo olutudde ku kitebe e Najanankumbi mu Kampala. Amuriat era […]

Kkooti ekakkasiza okulondebwa kwómubaka Christine Ndagire

Kkooti ekakkasiza okulondebwa kwómubaka Christine Ndagire

Ivan Ssenabulya

April 28th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah, Abalamuzi basatu abakkooti ejjulirwamu bajjuludde okusalawo kwa kkooti enkulu e Masaka bweyasazaamu okulondebwa kwa Christine Nandagire Ndiwalana ngómubaka wa Bukomansimbi North mu palamenti. Omulamuzi wa kkooti enkulu e Masaka, Ketra Katunguuka yali yasazaamu obuwanguzi bwa Nandagire oluvanyuma lwa munna NRM Ruth Katushabe, okudukira […]