Amawulire
Abalwanirizi béddembe batongoza kawefube kubwenkanya
Bya Prossy Kisakye, Abalwanirizi beddembe batongoza kawefube ow’okwetoloola eggwanga lyonna nga bawakanya embeera yokulwawo okufuna obwenkanya eri ababwetaaga mu ggwanga lino. Bano okubadde aba African Libertarian Union, Concerned Citizen Activists Uganda naba- Lubaga Social Justice Centre bategezeza nga okulwawo okufuna obwenkanya kivirideko obuli bwenguzi okweyongera, […]
Taata asibiddwa emyaka 45 lwakutta mutabaniwe
Bya Ivan Ssenabulya, Kkooti enkulu e Mukono eriko taata gwesindise mukomyo amaleyo emyaka 45 oluvanyuma lw’okusingisibwa omusango gwo kwekobaana ne mukaziwe ne batta mutabani wabwe. David Buyinza wa myaka 33 omutuze we Kisawo mu district ye Kayunga yakaligiddwa. Oludda oluwambi nga lukulembeddwamu omuwambi wa gavumenti George […]
Omufere asindikibbwa mu Komera
Bya Ruth Anderah, Omugoba wemotoka atemera mu gyobukulu 30 agambibwa okuba nti abadde afera abantu nabanyagako ensimbi nga abasuubiza okubafunira emirimu ebweru gamumyukidde mu kaguli. Hussein Katonga mutuuze we Busega, Rubaga mu Kampala asimbiddwa mu maaso gomulamuzi weddaala erisooka owa kkooti eya City Hall mu […]
Gavt siyakwongera kunsimbi ezókuliyirira abakosebwa ku ttaka lya Nakawa-Naguru
Bya Prossy Kisakye, Minisita owebyettaka Judith Nabakooba alemedeko agamba nti abatuuze abaali ku ttaka eririko enkayana erya Nakawa-Naguru gavt tegenda kubongera yadde omunwe gwennusu olwokubasengula ekilakulanye ekifo kino. Ono agamba nti abapangisa ku ttaka lino sente zokubaliyirira gavt yazitegeka dda era tewali ngeri abagala okubongera […]
Abegwanyisa ekifo kya Omoro mu palamenti basabiddwa okukima empapula eri EC
Bya Benjamin Jumbe, Akakiiko ke byokulonda kayise bonna abegwanyisa okutwala ekifo kya Omoro County okukima empapula. Akakiiko katekawo ennaku zomwezi nga 26th May 2022 ngolunaku olwokulonderako omubaka wa palamenti omugya, okusunsula abesibyewo ku disitulikiti kutandika nga 12th – 13th May 2022 ku kitebe kya disitulikiti. Mu kwogerako […]
Omusajja akwatibwa lwakusangibwa námasasi
Bya Abubaker Kirunda, Abobuyinza mu disitulikiti yé Jinja baliko omusajja atemera mu gyobukulu 30-gwebakutte ku bigambibwa nti yasangibwa nga alina amasasi 3 nekyambalo kya maggye. Omukwate yasangibwa ku kyalo Buwenda mu Jinja north city Division. Sentebe we kyalo kino Charles Kimono agambye nti abatuuze bafunye […]
Kkooti ekakkasiza okulondebwa kwómubaka Wilfred Nuwagaba
Bya Ruth Anderah, Kkooti ejjulirwamu ekakkasiza okulondebwa kwómubaka wa Ndorwa East mu palamenti Wilfred Nuwagaba. Abalamuzi 3 okuli Elizabeth Musoke, Muzamir Kibedi ne Monica Mugenyi bagobye omusango gwa Protazio Begumisa eyadukira mu kkoti nga awakanya obuwanguzi bwa Niwagaba mu kulonda okwaliwo omwaka oguwedde. Begumisa yadukira […]
Mayiga akuutidde abantu ba Ssabasajja okufaayo kubyóbulamu byabwe
Bya Prossy Kisakye, Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, akuutidde abantu ba Buganda okuteesa essira ku mpagi ya Buganda eyókukola buli kisoboka okuba abalamu. Bino Mayiga abyogeredde mu nsisira ye byobulamu eyategekebwa obwakabaka bwa Buganda wamu ne minisitule eyobyobulamu ku mbuga ekkulu e bulange e […]
Abanonyereza batadde Gavt kunninga
Bya Ivan Ssenabulya, Abanonyereza kuttendekero e Makerere batadde gavumenti kunninga okuteekawo pulogulamu mu byenjigiriza eneyamba eggwanga lya Batwa abasangibwa mu maserengeta geggwanga ngobalamiriza odda mu bugwanjuba. Bano okuyita mu pulogulamu gyebatumye Building Inclusive Learning Environment-BILE PROJECT bagamba nti gavt yandifuna obuzibu okugusa ekirubirirwa kyayo ekyokukomya […]
Eyaliko omukulembeze wa Kenya, Mwai Kibaki afudde
Bya BBC Eyaliko omuk weggwanga erya Kenya Mwai Kibaki mukama katonda amunyuludde mu bulamu bwensi eno Okufakwe kulangiriddwa omuk weggwanga aliko kati Uhuru Kenyatta. Kibaki yeyali omuk weggwanga erya Kenya owomulundi ogwokusatu oluvanyuma lwokufuna obwetwaze okuva eri abengereza mu 1963 Ono yafuga Kenya okuva mu […]