Amawulire

Abavuganya bakuzza ebbago ly’etteeka erya presidential succession bill

Abavuganya bakuzza ebbago ly’etteeka erya presidential succession bill

Ivan Ssenabulya

April 5th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti, Mathius Mpuuga, ategezeza palamenti nti abavuganya balina entekateeka eyokuzza ebbago lye tteeka kukulondebwa kwa pulezidenti singa aliko afa oba okugwa mu kalulu erimanyibwa nga presidential succession bill. Ebbago lino lyali lyakuleetebwa mu palamenti eyomulundi owgo 9 […]

Omubaka Ssemujju anenyeza Gavt okudibaga enfa yo Oulanyah

Omubaka Ssemujju anenyeza Gavt okudibaga enfa yo Oulanyah

Ivan Ssenabulya

April 5th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Omubaka wa Kira Municipaali, Ibrahim Ssemujju Nganda, anenyeza gavumenti olwokudibaga enfa Oulanyah, nga yebuuza lwaki abakungu ba gavt baasirika busirisi nga waliwo ekibinja kya bannauganda abeekalakaasa nga bawakanya ekyomugenzi okutwalibwa emitala wa mayanja ku buwanana bwensimbi okufuna obujanjambi obulungi nga mu ggwanga […]

Abalimi ba Vanilla babanja tekinologiya

Abalimi ba Vanilla babanja tekinologiya

Ivan Ssenabulya

April 5th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abalimi ba Vanilla mu disitulikiti ye Mukono basabye gavumenti okulowooza ku nkola eza tekinologiya, eziyinza okukozesebwa okulwanyisa obubbi bwekirime kino ku nnimiro. Okusaba kuno wekujidde ngobubbi bwa vanilla omuto bungi mu bitundu byegwanga ebyenjawulo, ekiviriddeko abalimi okukoleranga mu kufiirwa. Amawanga nga Madagascar […]

Omubiri gw’omugenzi Oulanyah gugenda kutwalibwa mu palamenti

Omubiri gw’omugenzi Oulanyah gugenda kutwalibwa mu palamenti

Ivan Ssenabulya

April 5th, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa Omubiri gwomugenzi Jacob Oulanyah, abadde sipiika eye 11 olwaleero gugenda kutwalibwa mu palamenti okukungubaga nokusiima erimu amakula gyakoledde egwanga lino. Oulanyah, Mukama yamujulula nga 20 March mu Seattle munda mu gwanga lya America gyeyali atwaliddwa okujanajabibwa. Omulambo gwe gwakomezebwawo mu gwanga ku […]

Poliisi yegaanye okusigaza Ente zebanunula ku Bakaramoja

Poliisi yegaanye okusigaza Ente zebanunula ku Bakaramoja

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Poliisi evudeyo neyesamba ebyogerwa abamu ku babaka ba palamenti nti ente zebanunula okuva ku babbi bente e Karamoja tebazidiza bannyinizo. Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agambye nti baliko entekateeka gyebagoberera ku nte eziba zinunuddwa okuva eri aba Karamoja era bwebazuula […]

FDC esabye DRC eyambibwe okuvunuka obutabanguko bwelimu

FDC esabye DRC eyambibwe okuvunuka obutabanguko bwelimu

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina kye byobufuzi ekya Forum for Democratic Change (FDC) kisabye amawanga gannamukago mu East African Community (EAC) okuvaayo ne ntekateeka egenda okuyamba eggwanga lya Democratic Republic Congo okuvunuka obuzibu bwebayitamu omuli ebyokwerinda ne nobutabanguko obuva ku byobufuzi nga tenakola kuntekateeka zisembayo kwegata […]

Abasuubuzi ba KACITA bagaanye ekiragiro kya URA ku motoka enkadde

Abasuubuzi ba KACITA bagaanye ekiragiro kya URA ku motoka enkadde

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye, Abasuubuzi wansi wekibiina kyabwe ki Kampala City Traders Association (KACITA) basabye ekitongole ekiwooza kyomusolo mu ggwanga ki Uganda Revenue Authority, okusazaamu ekiragiro kyebayisiza ku motoka enkadde eziyingira eggwanga. Mu ssabiiti ewedde aba URA bafulumiza ekiwandiiko nga kiraga nti okutandika nomwezi ogwomusanvu, emotoka […]

Ababaka b’Acholi tebanaweebw ssente z’okuziika

Ababaka b’Acholi tebanaweebw ssente z’okuziika

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ababaka ba palamenti mu kabondo kabava mu kitundu kya Acholi balajanidde gavumenti olwokulwawo okubawa ssente, ezakanyizibwako okukola ku ntekateeka z’okuziika abadde sipiika wa palamenti Jacob Oulanyah. Akakiiko akategeka okuziika kasooka nekabaga embalirira ya buwumbi 2 nekitundu, nebazisala okudda ku kawumbi 1 nobukadde […]

Olwaleero yenssalessale wa paasipoota enkadde

Olwaleero yenssalessale wa paasipoota enkadde

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga Olwaleero ennaku zomwezi ziri 4 April, omwaka 2022 nga lwerunnaku olusembayo eri banna-Uganda okukyusa passporta zaabwe enkadde okudda mu mpya eza East Africa, ezisomebwa ebyuma bi kalimagezi. Okusinziira ku kitongole ekivunanyizibwa ku bantu abayingira nokufuluma egwanga, Directorate of Citizenship and Immigration Control […]

KCCA egenda kugula ettaka ku buwumbi 81

KCCA egenda kugula ettaka ku buwumbi 81

Ivan Ssenabulya

April 4th, 2022

No comments

Bya Prossy Kisakye Ekitongole ekitwala ekibuga ekikulu, ekya Kampala Capital City Authority bategezezzanga bwebali mu ntekateeka okugula ettaka ku buwumbi bwa silingi 81 okuzimba obutale obumala, obunatuuza abasubuzi abawerako. Akulira ebyensimbi mu kitongole kya KCCA John Mary Ssebuufu, agambye nti ssente zino zaakujjira mu mbalirira […]