Amawulire

Olwaleero lunnaku lwakujaguza ng’aali

Olwaleero lunnaku lwakujaguza ng’aali

Ivan Ssenabulya

February 28th, 2022

No comments

Minisitule yebyobulambuzi olwaleero lerunnaku lweyatekawo, okujauza ngaani, ekinyonyi kyegwanga oba Crested Cranes. Ebikujjuko bigenda kubeera Kaikolongo mu disitulikiti ye Lwengo nga byebimu ku bikujjuko ebikulembeddemu olunnaku lwobutonde bwensi olwa World Wildlife Day olugenda okukwatibwa nga 3 March. Minisita webyobulambuzi Tom Butime agambye nti baalubiridde okumanyisa […]

Olutalo lwe Ukraine lugenda kukosa nnyo Uganda

Olutalo lwe Ukraine lugenda kukosa nnyo Uganda

Ivan Ssenabulya

February 28th, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa Olutalo olugenda mu maaso mu gwanga lya Ukraine lwolekedde okukosa ennyo Uganda, nga kigenda kupaluuula bbeyi yamafuta ate kinabuule nensimbi ya Uganda. Okulabula kuno kukoleddwa, eyali pulezidenti wa FDC, Dr Kizza Besigye era eyavuganyako ku bukulembeze bwegwanga ngalaliise abakulembeze nti basaanye bakimanye. […]

Abantu 3 bafiridde mu kabenje e Luuka

Abantu 3 bafiridde mu kabenje e Luuka

Ivan Ssenabulya

February 27th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga Abantu 3 bakakasiddwa nti bebafiridde mu kabenje nabalala 8 nebalumizibwa, omugoba w’emmotoka kika kya Fuso nnamba UBJ 753/V bwemulemeredde newaba. Mmotoka egudde ekigwo, ngakabenje kano kabaddi mu kitundu kye Busete mu gombolola ye Bulongo mu disitulikiti ye Luuka. Abagenzi kuliko Edgar Taitika […]

Omusajja asse maama we ne muwala we

Ivan Ssenabulya

February 27th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga Poliisi mu disitulikitu ye Kanungu ebakanye n’okunonyereza ku butemu obukoleddwa omusajja owemyaka 40, kigambibwa yakidde maama we owemyaka 61 ne muwala we owemyaka 3 nabatemateema nabatta. Abagenzi kuliko Diliano Twijukye ngono yabasse, oluvanyuma naye abatuuze nebamutta, abadde mutuuze we Kenyange mu gombolola […]

Gavumenti eremereddwa okulungamya ebisale by’essomero

Gavumenti eremereddwa okulungamya ebisale by’essomero

Ivan Ssenabulya

February 25th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Gavumenti ekyanenyezebwa olwokulemererwa okulungamya ebisale mu masomero, nagaayo gewagira. Kino abamu bagamba nti kireseewo omuwaatwa mu byenjigiriza bya Uganda, nga kyasigalira eri abalina ssente okufuna obuwereza obuli ku mutindo. Kino kyekyabagula omubaka omukyala owa disitulikiti ye Tororo Saraha Opendi, okuleeta ekiteeso eri […]

Wangandya agambye nti akolera mu kutya

Wangandya agambye nti akolera mu kutya

Ivan Ssenabulya

February 25th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ssentebbe owakakiiko aklera eddembe lyobuntu mu gwanga aka Uganda Human Rights Commission, Mariam Wangadya akawangamudde nti akolera mu kutya. Bino yabitegezezza ababaka abatuula ku kakiiko ka palamenti akeddembe lyobuntu, bwebabadde beyanjudde okunyonyola ku nkwata yeddembe ly’obuntu nebikolwa ebyokutulugunya abantu ebiwulirwa ebyeyongedde. Wangandya […]

BannaYuganda abali mu 100 bebali mu Ukraine

BannaYuganda abali mu 100 bebali mu Ukraine

Ivan Ssenabulya

February 25th, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa Banna-Uganda abali mu 100 bebakwamidde mu gwanga lya Ukraine, basobeddwa tebamanyi kiddako wakati mu lutalo olwatandise mu gwanga lino. Amagye ga Russia gaalumbye Ukraine olunnaku lweggulo, oluvanyuma lwolutalo lwebigambo olubaddengawo. Olutalo lno lwogeddwako nti lwerukyasinze mu Bulaaya, ngolwasemba okubeerawo yali Ssematalo owokubiri […]

Kansala eyadduka nez’emyoga bamuyigga

Kansala eyadduka nez’emyoga bamuyigga

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2022

No comments

Bya Musasi Waffe Poliisi mu disitulikiti ye Bukwo mu bwagagavu bwe Sebei, batandise omuyiggo ku kansala wegombolola ye Riwo, kigambibwa eyabula ne ssente z’emyoga obukadde 30. Amos Bushendiki kigambibwa yebalama entuula za kanso okutuuka olwaleero, okuva lweyaweebwa ssente ezalina okuyamba aba takisi mu kibiina mwebegattira. […]

Uganda esindise abasirikale abalala e Somalia

Uganda esindise abasirikale abalala e Somalia

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi ya Uganda eriko ekibinja kyabasirikale ekippya kyetumye mu Somalia, okukolera wansi wa AMISOM. Bano baatuuse mu kibuga Mogadishu akakwungeezi akayise nga bagenda kukola okumala omwaka mulamba, okunyweza poliisi yegwanga lino, okutumbula enfuga eyamateeka nobuvunanyizbwa obubolekedde. Amyuka omudumizi w’ekibinja kino Daniel Okello, […]

Kakwenza mutaka e Germany

Kakwenza mutaka e Germany

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2022

No comments

Bya Musasi Waffe Omuwandiisi w’ebitabo Kakwenza Rukirabashaija, eyadduka mu gwanga wiiki 2 eziyise atuuse mu gwanga lya Germany. Bwabadde ayogerako nabumukutu gwa AFP New Agency, munnamateeka we Eron Kiiza akakasizza nti Kakwenza atuuse mu gwanga lino amakya ga leero. Agambye nti gyebali bawewuse ku mugugu, […]