Amawulire

Abakazi n’abavubuka beb’okusinga okuganyulwa mu Parish Model.

Abakazi n’abavubuka beb’okusinga okuganyulwa mu Parish Model.

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2022

No comments

Bya Musasi Waffe Abakazi nabavubuka bebalidde empanga, bebamu ku bgenda okutwal ekinene ku ssente ezokwekulakulanya ku miruka wansi wentekateeka ya Parish Development Model. Minisita owa gavumenti ezebitundu Raphael Magyezi agambye nti abaddeko bebasajja atenga mu bibalo, era abakadde nabaliko obulemu bebagoberera buli kibinja ku 10%. […]

Gavumenti bagidizza essundiro lyamasanyalaze

Gavumenti bagidizza essundiro lyamasanyalaze

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Gavumenti yedizza esundiro lyamasanyalaze erya 50 MW e Namanve erya Thermal power plant okuva mu mikono gya Jacobsen Uganda Power plant Limited abalizimba era ababadde baliddukanya okumala emyaka 13. Kino kyali mu ndagaano ezatukibwako wakati wa kampuni eno ne gavumenti ya Uganda. […]

Ababaka balayidde okutwala KCCA mu kooti

Ababaka balayidde okutwala KCCA mu kooti

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa Abamu ku babaka ba palamenti mu Kampala balyidde nti bagenda kuddukira mu kooti, okuawabira gavumenti nekitongole kya KCCA ku nsonga za paaka enkadde. Bano bemulugunya lwaki gavumenti yasasanya obuwumbi ousoba mu 10 okudabiriza paaka, ate gyemanyi obulungi nti yagiwaayo mu mikono gyabantu […]

Omubaka Kateshumbwa aweze okutwala UWA mu kooti

Omubaka Kateshumbwa aweze okutwala UWA mu kooti

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2022

No comments

Bya Ndhaye Moses Omubaka wa munisipaali ye Sheema mu palamenti Dickson Kateshumbwa yeweze okutwala ekitongole kya Uganda Wildlife Authority (UWA) mu kooti olwekisulo kye ekyabagenyi ekyakwata omuliro mu kkumiro lyebisolo erya Queen Elizabeth National Park. Kateshumbwa okwemulugunya kuno akwanjulidde ababaka abatuula ku kakiiko akebyobulambuzi, nganenyezza […]

URA egenda kuteeka amaanyi mu bukessi

URA egenda kuteeka amaanyi mu bukessi

Ivan Ssenabulya

February 23rd, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga Ekitongole ekiwooza ky’omusolo, Uganda Revenue Authority (URA) kigamba nti kyongeddemu amaanyi okulwanyisa okukusa ebyamaguzi, okuyita mu kunyweza obukessi ku nsalo. Geoffrey Balamaga, akulira emirimu gyebikwekweto mu URA agambye nti bagenda kukendeeza ku lyanyi era eribadde likozesebwa. Ategezezza nga bwebaliko mmotoka kika kya […]

Okunonyereza ku Mubaka Zaake kutandika olwaleero

Okunonyereza ku Mubaka Zaake kutandika olwaleero

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2022

No comments

Bya Arthur Wadero Akakiiko ka palamenti akamateeka era akakwasisa empisa, olwaleero kagenda kutandika okunonyereza kwako ku kamisona, omubaka wa munisipaali ye Mityana Francis Zaake ku bigambibwa nti yakakana ku amyuka sipiika Anita Among namuvuma okumwogoloza. Akakiiko kano kakubirizibwa omubaka we Bugweri Abdu Katuntu, nga kagenda […]

‘Endaga Muntu’ bakifudde kyetaago eri abasomesa

‘Endaga Muntu’ bakifudde kyetaago eri abasomesa

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2022

No comments

Bya Damalie Mukhaye Akakiiko akavunanyizbwa ku kugaba emirimu mu minisitule yebyenjigiriza nemizannyo aka Education Service Commission (ESC) kalambise nti endaga muntu oba National ID kyekimu ku byetaago 17 byebatunuliridde mu kutereeza enkalala zabasomesa nabakozi mu masomero. Entekateeka eno yatandise olunnku lweggulo mu Buganda, mu masomero […]

Poliisi egudde emisango ku basirikale baayo

Poliisi egudde emisango ku basirikale baayo

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga Poliisi mu Kampala erabudde abasirikale baayo, nti babeere begendereza ku bivvulu byebawa olukusa naddala kunguudo eza mwasanjala. Kino kyadirirdde okuvunanibwa kwa Francis Olinga ne Henrick Nuwamanya olunnaku lweggulo, nga kigambibwa nti bebakiriza ekivvulu kya DJ Suuna Ben ku Joggies e Bulaga, awataali […]

Poliisi ekutte maama nabatabani olw’okutta bbaawe

Poliisi ekutte maama nabatabani olw’okutta bbaawe

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2022

No comments

Bya Musasi Waffe Poliisi mu disitulikiti ye Ibanda eriko omukazi nakampaate gwegalidde nabaana be 2, ku bigambibwa nti bakidde nnyinimu nebamutta. Omuddumizi wa poliisi e Ibanda Philbert Waibi agambye nti omugenzi ye Peter Mwebaze, abadde aweza emyaka 59 ngabadde mutuuze ku kyalo Kayenje mu Bufunda […]

Olukiiko olufuzi e Rakai balujeemu obwesige

Olukiiko olufuzi e Rakai balujeemu obwesige

Ivan Ssenabulya

February 22nd, 2022

No comments

Bya Malikh Fahad Olukiiko lwa disitulikiti ye Rakai lugobye, olukiiko olufuzi oba executive olwa kyebayise, okukola ebikontana nokusalawo kwa kanso. Bebajjeemu obwesige kuliko Chris Jumba, Patrick Niwabine Karakwende, Esther Mugalula, Derrick Tusubira nabalala. Bano kyadiridde okulemererwa okunyonyola ensasanya yensimbi obukadde 327 zebakozesa mu 2021 ezaali ezokulwanyisa […]