Amawulire

Ebibuga ebyasibwa byakulindako

Ebibuga ebyasibwa byakulindako

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ebibuga ebyatongozebwa gavumenti, nga byalina okutandika okukola mu myaka gyebyensimbi 2 ejijja, bigenda kujira nga birindako. Palamenti mu April womwaka gwa 2020 yayisa ebibuga 15 ebippya okwetoloola Uganda, ngebimu byatandika okukola nga 1 July mu 2020, ebirala mu July wa 2023. Ebibuga […]

Ssalessale wokukyusa paasipoota asigaddeko emyezi 2

Ssalessale wokukyusa paasipoota asigaddeko emyezi 2

Ivan Ssenabulya

January 24th, 2022

No comments

Bya Damalie Mukhaye Banna-Uganda kati basigazza emyezi 2 okukyusa passporta zaabwe, enkadde bafune empya ezomukago gwa East Africa Community eziyungiddwa ku mutimbagano oba E-passport. Gavumenti okuyita mu minisitule yensonga zomunda mu gwanga nekitongole ekivunanyizbwa ku bantu abayingira nokufuluma yatekawo ssalessale wanga 4 April eri abakyalina […]

Okufa kwa Mutebile: Abadde Gavana wa Banka Enkulu

Okufa kwa Mutebile: Abadde Gavana wa Banka Enkulu

Ivan Ssenabulya

January 23rd, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa ne Damalie Mukhaye Omukulembeze wegwanga lya Kenya, Uhuru Kenyatta akungubagidde wamu ne Bank ya Uganda Enkulu, olwokufa kwa gavana Prof Emmanuel Mutebile asizza ogwenkomerero amakya ga leero. Okusinziira ku bubaka bwa Kenyatta bwayisizza ku Twitter, abadde wankizo nnyo mu mirimu gyokutebenkeza ebyenfuna […]

Omusiriakale akubye abantu 3 amasasi e Buyende

Omusiriakale akubye abantu 3 amasasi e Buyende

Ivan Ssenabulya

January 17th, 2022

No comments

Bya Abubaker Kirunda Poliisi mu kitundu kya Busoga North etandise okunonyereza kungeri abantu 3 gyebakubiddwamu masasi, omu naafa mu disitulikiti ye Buyende. Bino byabadde ku kyalo Iyingo mu gombolola ye Kagulu e Buyende. Omwogezi wa poliisi mu kitundu kino Michael Kasadha agambye nti abasirikale ba […]

Ow’emyaka 17 yetugidde mu muzigo mwebasula

Ow’emyaka 17 yetugidde mu muzigo mwebasula

Ivan Ssenabulya

January 17th, 2022

No comments

Bya Abubaker Kirunda Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Kikunu mu tawuni kanso ye Idudi bwebagudde ku mulambo gwomwana owemyaka 17, nga gulengejja. Omugenzi ye Ashraf Nanfula ngabadde mutabani wa Yahaya Nanfula ku kyalo Kikunu mu tawuni kanso ye Idudi, disitulikiti ye Bugweri. Ssentebbe wekyalo kino Twah […]

Mabirizi yeyongeddeyo mu kooti kugwa Bugingo

Mabirizi yeyongeddeyo mu kooti kugwa Bugingo

Ivan Ssenabulya

January 17th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah Munnamateeka Hassan Male Mabirizi addukidde mu kooti enkulu, okuwakanya ekya Ssabawaabi wa gavumenti okwediza omusango gwe gweyawawabira omusmba Aloysius Bujingo, mwamunenyeza okumenya etteeka lyobufumbo. Mabirizi agamba nti nga 9 January 2022, wofiisi ya Ssabawaabi wa gavumenti yategeeza kooti ento Entebbe nti tebalina […]

Buganda ereeta alipoota ku ttaka lya Mailo

Buganda ereeta alipoota ku ttaka lya Mailo

Ivan Ssenabulya

January 17th, 2022

No comments

Bya Sam Ssebuliba Obwakabaka bwa Buganda butegezezza nga bwebugenda okufulumya alipoota ejudde, ku ttaka lya Mailo mu Uganda. Kino kyadiridde ekiteeso gavumenti kyetembeeta, okujjawo ettaka lya milo, kyebagamba nti kyekizibu eivuddeko endoliito zettaka naddala mu masekati ga Uganda. Bwabadde ayogerera mu lukiiko lwa Buganda oluguddewo […]

Gavumenti eweze ebigezo bya Mock

Gavumenti eweze ebigezo bya Mock

Ivan Ssenabulya

January 17th, 2022

No comments

Bya Damali Mukhaye Minisitule yebyenjigiriza nemizannyo eweze ebigezo bya mock nebirala ebye bweru mu masomero. Kino kitegeeza nti abayizi mu secondary ne primary, batekeddwa kukola bigezo bya UNEB byokka ebyokwegezesa. Minisitule era eweze nebigezo ebitandika olusoma oba eginning of term, amasomero galagiddwa gakozese obudde obwo […]

Mmotoka zamafuta 400 zikoleddwako n’eziyingira Uganda

Mmotoka zamafuta 400 zikoleddwako n’eziyingira Uganda

Ivan Ssenabulya

January 17th, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa Waliwo essuubi eri abagoba bebidduka, ku nsonga yebbeyi yamafuta erinnya buli kadde. Waliwo emmotoka zamafuta kika kya lukululana 400 ezakoleddwako, ekitongole ekiwooza ekya Uganda Revenue Authority neziyingira egwanga, ku nsalo e Malaba. Omujuzo gwemmotoka zebyamaguzi ku nsalo, gweguneyezebwa ku bbula lyamafuta ekivuddeko […]

Okutereza abazirwanako kutandika olwaleero

Ivan Ssenabulya

January 17th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe Minisitule yebyokwerinda byegwanga nabazirwanako, olwaleero egenda kutandika okutereeza enkalala zabazirwanako nebibakwatako. Entekateeka eno egenda kutandika nga 17 January, lwerwaleero okutukira ddala ngennaku z’omwezi 4 February, 2022. Muno bagenda kutunuliira ebikwata ku nsako yaabwe etekeddwa okubaweebwa, nabenganda zaabwe eri abo abaafa. Wabaddewo omujuzo […]