Amawulire

Gwebalongoosa wuuzi zaasigala wabweru

Gwebalongoosa wuuzi zaasigala wabweru

Ivan Ssenabulya

January 12th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omukazi ow’emyaka 40 ali mu bulumbi obutagambika, oluvanyuma lwokulongosebwa wuuzi nezisigala wabweru ku lubuto. Amidah Nabatanzi, nga mutuuze ku kyalo Bulimi mu gombolola ye Kyampisi mu Mukono North, yaakalongosebwa emirundi 3 mu myaka 7 ngatawanyizbwa bizimba mu lubuto, atenga mu mbeera yeemu […]

Omuyizi yetuze lwakumukyusa ssomero

Omuyizi yetuze lwakumukyusa ssomero

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga Omuyizi owa S4 abadde atemera mu myaka 18 yetuze, oluvanyuma lwokumukyusa essomero. Omugenzi ya Emmanuel Okello ngabadde muyizi ku ssomero lya Makerere College School, ngekyamujje mu mbeera kwekumukyusa okumutwala mu ssomero eddala nga teyeyagalidde. Abadde mutabani wa Moses Opio, omutuuze ku Parliament […]

Abaana basobola okukumibwa ku masomero okusinga awaka

Abaana basobola okukumibwa ku masomero okusinga awaka

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abazadde basabiddwa okuwaayo obudde obumala okutekateeka abaana, nga gwemulundi gwabwe okusoma. Omulanga guno gukubiddwa Dr. Sabrina Bakeera-Kitaka, omusawo wabaana ateera omusomesa ttendekero lye Makerere, mu kiseera ngamasomero gaguddewo. Dr Sabrina agambye nti abaana abato bangi tebamanyi bigenda mu maaso, kalenga betaaga okutekateeka […]

Kakwenza bamuzizaayo ku alimanda

Kakwenza bamuzizaayo ku alimanda

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah Omuwandiisi Kakwenza Rukirabashaija, aleteddwa mu kooti ya Buganda Road navunanibwa emisango gyokunyiiza abakulu mu gavumenti oba Offensive Communication. Ono bamusomede emisaango nagyegaana, nebamuzaayo ku alimanda okutukira ddala nga 21 January 2022 mu kkomera lye Kitalya. Ono abadde mu maaso gomulamuzi Dr. Douglas […]

Abakoze obulungi bagenda kubongera obukadde 20/-

Abakoze obulungi bagenda kubongera obukadde 20/-

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Minisita omubeezi owebibiina byobwegassi Haruna Kyeyune Kasolo asabye abakulembeze nabakugu, okukolera awamu okukakasa nti entekateeka y’Emyooga etambula bulungi. Agambye nti abantu basaanye okukimanya, nti buli omu alina olubimbi olwokulima, ebibiina byobwegassi okusobola okunywera. Bino minisita yabyogeredde mu disitulikiti ye Mubende gyeyasisinkanidde ebibiina […]

Ennambika yebisomesebwa empya yaakukola okumala emyaka 3

Ennambika yebisomesebwa empya yaakukola okumala emyaka 3

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2022

No comments

Bya Damalie Mukhaye ne Gertrude Mutyaba Gavumenti etegezezza nga bwegenda okuteeka mu nkola enambika yebisomesebwa empya, mu m    yaka 3 ejijja. Gavumenti okuyita mu minisitule yebyenjigiriza nemizannyo nekitongole ekibaga, ebisomesebwa bayanjudde enambika eyakoleddwamu enongosereza, enarungamya okusoma kwabayizi mu bibiina byababattaddemu. Mu kusooka minisitule yabadde etegezezza […]

Etteeka lyetagisa ku bazirwanako

Ivan Ssenabulya

January 11th, 2022

No comments

Bya Ben Jumbe Gavumenti esabiddwa okuvaayo netteeka erikwata kubazirwanako. Okusaba kuno kukoleddwa ssentebbe wakakiiko ka paamenti akebyokwerinda nensonga zomunda mu gwanga, omubaka Rosemary Nyakikongoro. Amagye gegwanga, gaatandise ku ntekateeka yokuwandiika nokutereeza enkalala zabazirwanako. Nyakikongoro agambye nti waliwo abazirwanako bangi mu biti ebyenjawulo, naye tewali nkola […]

Omulambo gusangiddwa mu lugya lwa kampuni ya Madhivan

Omulambo gusangiddwa mu lugya lwa kampuni ya Madhivan

Ivan Ssenabulya

December 29th, 2021

No comments

Bya Abubaker Kirunda Poliisi ye Jinja etandise okunonyereza ku nfa yomusajja, omulambo gwe ogusangiddwa mu Lugya lwa kampuni ya Madhavani Group. Ono ebimukwatako tebinaterekeka, nga kisburwa nti abadde atemre amu myaka 32. Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Kiira James Mubi agambye nti omulambo guno […]

Omubaka Kinaalwa alaze okutya olw’enkayana z’amaka ez’eyongedde

Omubaka Kinaalwa alaze okutya olw’enkayana z’amaka ez’eyongedde

Ivan Ssenabulya

December 29th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omubaka wa munisipaali ye Lugazi Stephen Sserubula asabye abantu buli lwebaweebwa omukisa gw’obukulembeze okuwereza abantu era baleke omukululo. Sserubula bino aby’ogeredde ku kaniisa ya St. Peter’s Town Church mu kibuga Lugazi bwabadde yetabye ku mukolo gw’okusibuula abadde ssabadinkoni we Lugazi, Can. George […]

Abatembeeyi balumirizza KCCA okubaletera ba kanyama

Abatembeeyi balumirizza KCCA okubaletera ba kanyama

Ivan Ssenabulya

December 29th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Abatembeeyi mu paaka enkadde bambalidde ekitongole ekitwala ekibuga ekya Kampala Capital City Authority (KCCA) olwa kyebabagamba nti babayisizza ngebyokuttale. Eno ba kanyama baaleteddwa okuteekesa mu nkola amateeka, okujja abatembeeyi ku nguudo. Kinajjukirwa nti ku ntandikwa yomwezi guno, omubaka wa gavumenti mu kibuga […]