Amawulire
Omukazi atuze abaana be 2 naye neyetuga
Bya Juliet Nalwooga Poliisi mu disitulikiti ye Kayunga enonyereza kungeri omukazi owemyaka 34 gyeyaseemu abaana be 2, oluvanyuma naye neyetuga. Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Ssezibwa Hellen Butoto agambye nti omugenzi ye Sylivia Nakato nga yasoose kokya bintu byamu nnyumba olwobutakanya bwabadde nabwo ne […]
Abantu 2 bebatiddwa e Bukedea ne Kalaki ku ssekukulu
Bya Musasi Waffe Poliisi etandise okunonyereza kungeri abantu 2 gyebatiddwamu ku ssekukulu e Bukedea ne Kalaki. Omwogezi wa poliisi mu East Kyoga Oscar Ageca agambye nti obutemu buno bwabadde bwanjawulo, wabulanga bwabaddewo ku lunnaku lwerumu. Waliwo omuntu omu gwebatemyetemye nebamutta, atenga omulala yabadde mwana owemyaka […]
Omutabani asse kitaawe nga bakayanira omukazi
Bya Abubaker Kirunda Mu disitulikiti ye Namutumba, omutabani yakakanye ku kitaawe namufumita ebiso namutta mu nkyana zomukwano ne muka kitaawe. Kigambibwa nti abatuuze basanze omutabani mu nsiko ne muka kitaawe, nebayita taata enkayana wezatandikidde. Bino byabaddewo ku lunnaku lwa ssekukulu, ku kyalo Namatooke mu gombolola […]
Ebikujjuko bya ssekukulu mu Kampala South byabadde byamirembe
Bya Ivan Ssenabulya Poliisi mu kitundu kya Kampala South benyumiriza, nti ebikujjuko bya ssekukulu byabadde byamirembe, okutwaliza awamu. Omuddumizi wa poliisi mu kitundu kino Godfrey Achiria agambye nti baafunye akabenje kamu akafiriddemu omuntu e Kajansi obulala tebwabadde bwamaanyi. Ekitundu kya Kampala Metropolitan South, kirimu divizoni […]
Abantu 58 baafiridde mu bubenje ku ssekukulu ne poliisi eweze Fire-Wax
Bya Juliet Nalwooga Poliisi etegezezza ngabantu abagoba mu 60 bwebafiridde mu bubenje obwenjawulo, mu nnaku enkulu, wakati wanga 23 ne 26 Decemba. Omwogezi wa poliisi yebidduka Faridah Nampiima abadde ku kitebbe kya poliisi e Naguru, naanyonyola bannamauwlire ebibalo bino. Agambye nti awamu obubenje 195 bwebwaguddeeo, […]
Abasajja basse bakazi baabwe ku Ssekukulu e Bugisu
Bya Ivan Ssenabulya Ekitebbe kya poliisi e Mbale baliko omusajja owemyaka 28 gwebagalidde ku misango gyokutemula mukyla we. Omukwate ye Lokiru Mariko, ng mutuuze we Namatala mu Industrial division, kigambibwa yasse mukyala we Mary Longole owemyaka 24 bweyamusanze nga yergomba nomusajja omulala munda mu nnyumba […]
Abe Sheema balajanidde gavumenti kunjala ebaluma
Bya Benjamin Jumbe Gavumenti esomozeddwa, okutekamu amaanyi okwetegekeranga ebibamba nokukkaasa nti egwanga libeera nemmere emala. Ebintundu bingi okwetoloola egwanga, wetwogerera nga bali mu kutya olwenjala ebolekedde. Kino kidiridde obutyabaga obubaddewo gyebuvuddeko okuli amataba nembuya ebyakuba ennimiro zabantu. Omubaka omukyala owa disitulikiti ye Sheema, Rosemary Nyakikongoro […]
Mufeeyo okumanya enkyukakyuka mubyentambula-UCAA
Bya Juliet Nalwooga Ekitongole kyentambula yomubbanga, Uganda Civil Aviation Authority bawabudde abatambuze okusigala nga bekumira mu kumanya, ku nnambika yebyentambula nga tebanatambula. Wabaddewo entambula ze nnyonyi ezasaziddwmu, mugandaalo erya ssabiiti, olwakawuka ka Omicron nga kyagotanyizza abantu bangi. Okusunziira ku bibalo okuva ku mukutu gwa FlightAware […]
South Africa yakukungubagira Tutu okumala wiiki
Egwanga lya South Africa ligenda kukungubaga okumala wiiki nnamba, okujjukira Ssabalabirizi Desmond Tutu, eyafudde olunnaku lweggulo ku myaka 90. Ono ajjukirwa nnyo, yoomu ku baali ku mwanjo okulwnayisa obusosoze, nokubukomya mu gwanga lino. Bingi ebigenda okukolebwa mu bbanga lino, ebinakulemberamu okuziika nga 1 January mu […]
Poliisi ekutte taata olwokutulugunya abaana be
Bya Gertrede Mutyaba Abaana 2 nga baaluganda babasuulidde Robert Mukyazi, akulira eby’okwerinda ku kyalo Kabulasoke A mu ggombolola ye Kkingo mu disitulikiti ye Lwengo. Ono atubidde n’abaana 2 mu maka ge okuli ow’emyaka 3 n’owemyaka 5, nga kigambibwa nti abaamumusuulira batuuze ku kyalo Kakoma mu […]