Bya Musasi Waffe
Poliisi etandise okunonyereza kungeri abantu 2 gyebatiddwamu ku ssekukulu e Bukedea ne Kalaki.
Omwogezi wa poliisi mu East Kyoga Oscar Ageca agambye nti obutemu buno bwabadde bwanjawulo, wabulanga bwabaddewo ku lunnaku lwerumu.
Waliwo omuntu omu gwebatemyetemye nebamutta, atenga omulala yabadde mwana owemyaka 16 ngono yakubiddwa okutuuka okumutta mu nkyana z'omuwala.
Aaron Oyugi oweabamusse babadde bamuneya, okubba…
Bya Abubaker Kirunda
Mu disitulikiti ye Namutumba, omutabani yakakanye ku kitaawe namufumita ebiso namutta mu nkyana zomukwano ne muka kitaawe.
Kigambibwa nti abatuuze basanze omutabani mu nsiko ne muka kitaawe, nebayita taata enkayana wezatandikidde.
Bino byabaddewo ku lunnaku lwa ssekukulu, ku kyalo Namatooke mu gombolola ye Nangonde e Namutumba.
Omuwandiisi ku bukulembeze bwekyalo Musa Makajja agambye nti taata abadde nabakazi…
Bya Ivan Ssenabulya
Poliisi mu kitundu kya Kampala South benyumiriza, nti ebikujjuko bya ssekukulu byabadde byamirembe, okutwaliza awamu.
Omuddumizi wa poliisi mu kitundu kino Godfrey Achiria agambye nti baafunye akabenje kamu akafiriddemu omuntu e Kajansi obulala tebwabadde bwamaanyi.
Ekitundu kya Kampala Metropolitan South, kirimu divizoni 6 okuli; CPS, Kabalagala, Katwe, Kajansi, Entebbe ne Nsangi.
Bya Juliet Nalwooga
Poliisi etegezezza ngabantu abagoba mu 60 bwebafiridde mu bubenje obwenjawulo, mu nnaku enkulu, wakati wanga 23 ne 26 Decemba.
Omwogezi wa poliisi yebidduka Faridah Nampiima abadde ku kitebbe kya poliisi e Naguru, naanyonyola bannamauwlire ebibalo bino.
Agambye nti awamu obubenje 195 bwebwaguddeeo, ngamakumi 50 bwabadde ddekabusa, obubenje 90 bwabadde bukambwe nnyo atenga 51 bwabadde butonotono.
Ku…
Bya Ivan Ssenabulya
Ekitebbe kya poliisi e Mbale baliko omusajja owemyaka 28 gwebagalidde ku misango gyokutemula mukyla we.
Omukwate ye Lokiru Mariko, ng mutuuze we Namatala mu Industrial division, kigambibwa yasse mukyala we Mary Longole owemyaka 24 bweyamusanze nga yergomba nomusajja omulala munda mu nnyumba ye.
Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Elgon Rogers Taitika, agambye nti bino…
Bya Benjamin Jumbe
Gavumenti esomozeddwa, okutekamu amaanyi okwetegekeranga ebibamba nokukkaasa nti egwanga libeera nemmere emala.
Ebintundu bingi okwetoloola egwanga, wetwogerera nga bali mu kutya olwenjala ebolekedde.
Kino kidiridde obutyabaga obubaddewo gyebuvuddeko okuli amataba nembuya ebyakuba ennimiro zabantu.
Omubaka omukyala owa disitulikiti ye Sheema, Rosemary Nyakikongoro agambye nti ekitundu kye, kyekimu ku byasinga okukosebwa.
Agabye nti abamu wetwogerera enjla yabatandiseeko dda,…
Bya Juliet Nalwooga
Ekitongole kyentambula yomubbanga, Uganda Civil Aviation Authority bawabudde abatambuze okusigala nga bekumira mu kumanya, ku nnambika yebyentambula nga tebanatambula.
Wabaddewo entambula ze nnyonyi ezasaziddwmu, mugandaalo erya ssabiiti, olwakawuka ka Omicron nga kyagotanyizza abantu bangi.
Okusunziira ku bibalo okuva ku mukutu gwa FlightAware data, entambula ze nnyonyi 5,900 zezasaziddwamu ku ssekukulu.
Omwogezi wekitongole Vianney Luggya agambye nti…
Egwanga lya South Africa ligenda kukungubaga okumala wiiki nnamba, okujjukira Ssabalabirizi Desmond Tutu, eyafudde olunnaku lweggulo ku myaka 90.
Ono ajjukirwa nnyo, yoomu ku baali ku mwanjo okulwnayisa obusosoze, nokubukomya mu gwanga lino.
Bingi ebigenda okukolebwa mu bbanga lino, ebinakulemberamu okuziika nga 1 January mu kibuga Cape Town.
Obubaka bukyayiika nga mazzi, okuva mu bakulembeze abanjewulo nga bakungubagira…
Bya Gertrede Mutyaba
Abaana 2 nga baaluganda babasuulidde Robert Mukyazi, akulira eby'okwerinda ku kyalo Kabulasoke A mu ggombolola ye Kkingo mu disitulikiti ye Lwengo.
Ono atubidde n'abaana 2 mu maka ge okuli ow'emyaka 3 n'owemyaka 5, nga kigambibwa nti abaamumusuulira batuuze ku kyalo Kakoma mu muluka gwe Kisansala, mu gombolola ye Kkingo e Lwengo.
Hajat Sofia Nakate ngakola…
Bya Benjamin Jumbe
Passporta eziri mu mutwalo 1 mu 5,000 zezitubidde ku minisi, bannayini zo tebanagenda kuzijjayo.
Kino kibikuddwa omwogezi wa minisitule yensonga zomunda mu gwanga Jacob Siminyu, nga kino akitadde ku kweyongera mu miwendo gyabasaba abappya.
Agambye nti wabaddewo nokweyongera mu miwendo gya passporta zebafulumya buli lunnaku okuva ku 1500 kankano okudda ku passporta wakawti we 2400…