Amawulire

Ebbugumu lyeyongedde nga kampeyini ziggalwawo e Kayunga

Ebbugumu lyeyongedde nga kampeyini ziggalwawo e Kayunga

Ivan Ssenabulya

December 14th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Ebyokwerinda binywezeddwa okwetoloola enguudo ezenjawulo e Magere, okumpi namaka gakulembera ekibiina ekivuganya gavumenti ekya National Unity Platform. Robert Kyagulanyi, amanyiddwa nga Bobi Wine assubirwa mu disitulikiti ye Kayunga owaleero, mungeri yeemu nomukulembeze wegwanga assubirwa. Omubaka wa gavumenti e Kayunga Kigozi Ssempala yabadde […]

Abasomesa B’Olufalansa bakukulumidde gavumenti

Abasomesa B’Olufalansa bakukulumidde gavumenti

Ivan Ssenabulya

December 14th, 2021

No comments

Bya Ndhaye Moses Ekibiina ekigatta abasomesa bolumimi Olufalansa, Association of Teachers of French in Uganda balaze okutya ku muwendo gwabayizi abasoma olulimi luno, ogugenda gukendeera. French gegamu ku masomo, aga Kyeyagalire wabula bangi tebakyasoma lulimi luno, okuva gavumenti lweyakendeeza amasomo mu siniya okuva ku 43 […]

Minisita alabudde abasawo abakyayiga

Minisita alabudde abasawo abakyayiga

Ivan Ssenabulya

December 14th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Minisita webyobulamu Dr. Jane Ruth Aceng alagidde abasawo abakyali mu kutendekebwa, abediima begobe ku mirimu oba bakole, kubanga bebagenda okufiirwa. Agambye nti basaanye bave ku malwaliro ga kubanga tebakyalina kyebakola. Akulira ebyobujanjabi mu minisitule yebyobulamu Dr Henry Mwebesa yalagidde abasawo bano abali […]

Wakiso ne Kampala bebasinze okuyingiza abayizi e Makerere

Wakiso ne Kampala bebasinze okuyingiza abayizi e Makerere

Ivan Ssenabulya

December 14th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye Disitulikiti ye Wakiso ne Kampala zezasinze okuyingiza abayizi mu ssetendekero we Makerere. Olukalala lwetulabyeko Wakiso yayingizza abayizi 1,538 nga 10.5% ku muwendo ogwawamu. Kampala yeyagoberedde nabayizi 1,005 nga bakola 6.8%, Mbarara baayingizza 590 byebitundu 4% nga bakutte ekifo kyakusattu. Disitulikiti endala kuliko […]

Omusango gwabavunanibwa mugwa Lokech gujulidde

Omusango gwabavunanibwa mugwa Lokech gujulidde

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2021

No comments

Bya Ruth Anderah Abantu 3 abavunanibwa emisango gyobutujju, nga kigambibwa nti bebaali batekateeka okubwatula bbomu mu kuziika eyali amyuka Ssabapoliisi wegwanga Paul Loketch mu disitulikiti ye Pader, balabiseeko mu kooti oluvanyuma nebabazaayo ku alimanda mu kkomera lye Kitalya. Bano babadde mu maaso gomulamuzi wedaala erisooka […]

Omutanda avumiridde enguzi nalagira abakulembeze bagirwnyise

Omutanda avumiridde enguzi nalagira abakulembeze bagirwnyise

Ivan Ssenabulya

December 13th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Empologoma ya Buganda Ssabasajja Kabaka Ronalad Muwenda Mutebi 11, asiimye nalabikako eri Obuganda olwaleero luno era naggulawo olukiiko lwa Buganda olw’omulundi ogwa 29. Ssebunya-bwa-Musota avumirirdde enguzi efumbekedde munsi yaffe, era nalaga engeri gyekosaamu emirimu. Beene akunze abantu be, obuterabira ekirwadde kya ssiriimu […]

Odinga akomyewo okuvuganya omulundi ogw’okutaano

Odinga akomyewo okuvuganya omulundi ogw’okutaano

Ivan Ssenabulya

December 10th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abantu bikumi na bikumi, abawagizi okuli ne banabyabufuzi beyiye m kisaawe kye Kasarani ku mulirwano mu gwanga lya Kenya, ngeno akulembera abavuganya gavumenti wansi wa Orange Democratic Movement (ODM) Raila Odinga agenda kwogerera mu lukungaana lwe, olukyasinze okubeera olunene. Odinga olwaleero asuirw […]

Bannamawulire abasibwa olwemirimu gyabwe beyongedde

Bannamawulire abasibwa olwemirimu gyabwe beyongedde

Ivan Ssenabulya

December 10th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Alipoota ku mutendera gwensi yonna, eyafulumiziddwa aba Committee to Protect Journalists (CPJ) munda mu America, eraze nti wabaddewo okweyongera kwabannamwulire abasibwa mu makomera olwemirimu gyabwe. Omuwendo ogwebyafaayo era ogutabangawo, gwatuuse ku basibe 290 okuva ku 280 nga bwegwali mu 2020. Alipoota yaabwe […]

Maama wa Ssegirinya addukidde mu kakiiko k’eddembe ly’obuntu

Maama wa Ssegirinya addukidde mu kakiiko k’eddembe ly’obuntu

Ivan Ssenabulya

December 10th, 2021

No comments

Bya Ruth Anderah Maama womubaka wa Kawempe North Muhammad Ssegirinya addukidde mu kakiiko akeddembe lyobuntu aka Uganda Human Rights Commission naloopa embeera mutabani we gyalimu. Sanyu Nakajumba ngali ne kansala we Kawempe ku lukiiko lwekibuga Thomas Bagonza nomuyambi womubaka Ssegirinya Alex Luwemba bagala akakiiko kayingire […]

Olwaleero lunnaku lwaddembe lyabuntu

Olwaleero lunnaku lwaddembe lyabuntu

Ivan Ssenabulya

December 10th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Abalwanirizi beddembe lyobuntu wansi w’omukago National Coalition of Human Rights Defenders basabye gavumenti nti waberewo enkyukakyuka ezikolebwa mu mateeka agabakwatako mu gwanga. Omulanga guno gukubidwa ssenkulu womukago guno Robert Kirenga ayogedde ku nnyingo eye 44 mu teeka erya Non- Governmental Organisations Act […]