Amawulire

Abasibe 4 bafiridde mu kkomera

Abasibe 4 bafiridde mu kkomera

Ivan Ssenabulya

December 8th, 2021

No comments

Bya Musasi Waffe Abasibe 4 okuva mu kkomera lye Kakondo mu disitulikiti ye Lyantonde bafiridde mu kabenje, abalala 8 nebabuuka nebisago. Akabenje kano kabaddi ku kyalo Kiterede mu gombolola ye Malango mu disitulikiti ye Lwengo. Abasibe bano babadde mu mmotoka kika kya Toyota Saloon nnamba […]

Omusajja asse omwana naye nebamutta

Omusajja asse omwana naye nebamutta

Ivan Ssenabulya

December 8th, 2021

No comments

Bya Malikh Fahad Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Butenga mu disitulikiti ye Bukomansimbi, omusajja bwavudde mu mbeera natematema omwana owemyaka 13 namutta, oluvanyuma naye abatuuze nebamutta. Omugenzi ye Julius Kyeyune ngabadde mutabani wa Henry Kazibwe omutuuze ku kyalo Kiryamenvu mu gombolola ye Butenga. Kigambibwa nti […]

Museveni asisinkanye UN Security Council

Museveni asisinkanye UN Security Council

Ivan Ssenabulya

December 8th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze wegwanga Yoweri K. Museveni asisinkanye olukiiko lwekibiina kyamawanga amagatte olwebyokwerinda, olwa UN Security Council okwenyonyolako ku lutalo Uganda lweyatandise ku bayekera ba Allied Democratic Forces, munda mu Democratic Republic of Congo. Wiiki weze okuva amagye ga UPDF gayingira ku ttaka lya […]

Abantu 15 bebakwatiddwa ku by’okutemula abasirikale

Abantu 15 bebakwatiddwa ku by’okutemula abasirikale

Ivan Ssenabulya

December 8th, 2021

No comments

Bya Barbra Nalweyiso Abantu 15 bebakwatiddwa nga bekuusa ku butemu obwakoleddwa ku basirikale ba poliisi 2 mu disitulikiti ye Mityana. Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Wamala Rachel Kawala, akakasizza nti okunonyereza kugenda mu maaso ku ttemu eryabadde ku kyalo Sebobo mu tawuni kanso ye […]

Uganda ekakasizza abalwadde ba Omicron

Uganda ekakasizza abalwadde ba Omicron

Ivan Ssenabulya

December 7th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye ne Ritah Kemigisa Uganda ekakasizza abalwadde ba ssenyiga omukambwe 9, nga balina akawuka ka Omicron ekika ekyatandikidde mu gwanga lya South Africa. Kitegezeddwa nti bano baayingira mu gwanga, okuva e bweru wiiki 2 emabega. Okusinziira kube kkebejezo lya gavumenti erya Uganda Virus […]

Emisango 1000 egyeddembe lyobuntu gyegyafunise mu myezi 2

Emisango 1000 egyeddembe lyobuntu gyegyafunise mu myezi 2

Ivan Ssenabulya

December 7th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe Akakiiko akalera eddembe lyobuntu aka Uganda Human rights Commission kafunye emisango egiri mu 1000, mu bbanga lya myezi ebiri. Kino kibikuddwa ssentebbe wakakiiko kano Mariam Wangadya nga Uganda yetekateeka okwegatta kunsi yonna okukuza olunaku lweddembe lyobuntu. Wandadya agambye nti baafunye okwemulugunya 500 […]

Uganda yeyamye obutabba byabugagga mu DR-Congo

Uganda yeyamye obutabba byabugagga mu DR-Congo

Ivan Ssenabulya

December 7th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Minisita avunayizibwa ku nkolagana ya Uganda namawanga amalala Henry Okello Oryem akakasizza egwanga nti tebalina kintu kyonna kakabere akaggo, kebajja okujja mu gwanga lya DR-Congo. Amagye ge gwanga aga UPDF wetwogerera gali mu Buvanjuba bwa Congo mu lutalo olwokulwanyisa abatujju aba ADF. […]

Etteeka ly’obufumbo bw’obuwangwa balitutte mu kooti

Etteeka ly’obufumbo bw’obuwangwa balitutte mu kooti

Ivan Ssenabulya

December 7th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Ennaku sisigadde mbale, okumalako kawefube owennaku 16 ezokulwanyisa obutabanguko mu maka. Waliwo abantu ssekinoomu abavuddeyo okulwanyisa etteeka lyobufumbo bwobuwangwa oba Customary Marriages Act nga bagamba nti liboola. Michael Aboneka ne Martins Kirya baddukidde mu kooti ya ssemateeka, nga bemulugunya ku tteeka lino […]

Omwana yetuze ng’atya okumubonereza

Omwana yetuze ng’atya okumubonereza

Ivan Ssenabulya

December 7th, 2021

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Omwana owemyaka 11 abadde amaze olunaku ng’abuze, asangiddwa nga yetugidde ku muti ng’alengejja. Bino bibadde ku kyalo Bugana mu gombolola ye Butenga mu disitulikiti ye Bukomansimbi, ngomugenzi ye Najibu Ssembawa. Ab’oluganda bagamba nti nyabwe yabaleseewo kyokka ennyumba nekwata omuliro ebintu ebyabadde mu […]

KATALEYA & KANDLE basabukuludde  oluyimba lwabwe oluppya ‘Do Me’

KATALEYA & KANDLE basabukuludde oluyimba lwabwe oluppya ‘Do Me’

Ivan Ssenabulya

December 6th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Okufananako ngabantu abalala, abayimbi bebamu ku bantu abasinga okukosebwa olwa ssenyiga omukambwe eyagotaanya emirimu egitali gimu. Bangi ennyingiza yaabwe yakendeera olwebivvulu ebyaggalwa, era bangi kati betanidde nnyo emitimbagano okutunda enyimba zaabwe. Abakugu era abategeera ekisaawe kyokuyimba bagamba nti anakozesa obulungi emitimbagano mu […]