Amawulire
Abasawo 2 babakutte lwakumansa kasasiro
Bya Ivan Ssenabulya Abasawo 2 bebakwatiddwa n’amalwaliro 2 negaggalwa, olwokumansa akasasiro okuva mu malwaliro gaabwe mu bifo ebikyamu mu kibuga ky’eMukono. Abakwate kuliko; Waiswa Cyrus ne Migadde Francis ngamalwlairo gaabwe gasangibwa ku kyalo Ngandu mu masekati gekibuga Mukono. Kino kyadiridde abatuuze abalinaanye omwala gwe Nakawolole […]
Ebisale byentambula birinnye ne poliisi erabudde
Bya Ritah Kmigisa Poliisi ewabudde abantu nti bafeeyo nnyo ku mbeera yebyokwerinda, byabwe nga bajaguza ssekukulu. Bwabadde ayogerako naffe, omukwanaganya wa poliisi nomuntu wabulijjo Assan Kasingye, agambye nti waddenga abakuuma ddembe bakola kyonna ekisoboka okubakuuma naye ebyokwerinda bitandikira ku muntu ssekinoomu. Kasingye, agambye nti abasirikale […]
Makerere evuddeyo okuyamba ab’omu Gheto
Bya Ivan Ssenabulya Abanonyereza okuva ku ttendekero ekkulu erye Makerere batandise ku kawefube, okubangula abavubuka abawangaliira mu migotteko gyekibuga oba Gheto. Entekateeka eno baagituumye Kampala Ghetto Youth Training for Entrepreneurial Promotion -KGYTEP nga balubiridde abavubuka 5000 mu divizoni 5 ezekibuga nga baakubasomesa, okubawa obukugu mubyokuddukanya […]
Owa NRM awangudde obwa ssentebbe e Kayunga
Bya Ritah Kemigisa Akulira byokulondesa mu disitulikiti ye Kayunga Jennifer Kyobutungi alangiridde owa NRM Andrew Muwonge ku buwanguzi, ku kifo kya ssentebbe wa disitulikiti eno. Bwabadde alangirira ebyenkomeredde, ebyavudde mu kalaulu aka kaasa meeme, okulonda okwetabiddwamu abantu 6, Kyobutungi agambye nti Muwonge awangudde nobululu emitrwalo […]
NUP ewanguddwa obwa kansala e Mityana
Bya Barbra Nalweyiso Abekibiina kya NRM mu tawuni kanso ye Zigoti e Mityana bawakanyiza obuwanguzi bwa NUP ku kiffo kya Kansala omukyala. Okulonda kweno kwayimirizibwa oluvanyuma lw’obubonero bwabaali besimbyewo okutabulwa. Ku bifo okwabadde Zigoti ward 2 owa Nup Babiry Volonica yawangudde n’obululu 270 ate owa […]
Abasirikale 2 babakubye amasasi e Kiboga
Bya Barbra Nalweyiso Abasirikale ba poliisi 2 babakubye maasasai agabasse mu disitulikiti ye Kiboga. Obutemu buno bubaddewo akawungeezi akayise, ku ssaawa nga 1 nekitundu, abazigu bwebabalumbye nebabasasirira amasasi. Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Wamala, Rachel Kawala akaksizza obutemu buno. Abagenzi kuliko Corporal Francis Nsubuga […]
Ababaka ba NUP babakwatidde e Kayunga
Bya Basasi Baffe Okulonda okwenvunula-bibya okwa ssentebbe wa disitulikiti ye Kayunga, kugenda mu maaso wakati mu bunkenke nokwemulugunya ku nsonga ezenjawulo. Okulonda kwatandise era kugenda mu maaso naddala mu byalo, atenga mu bitundu ebyebibuga abaayo bakonkomadde ebikozesebwa tebinatukayo. Wabula waliwo nokwemulugunya okuva mu bantu, abasasi […]
Abalunzi baanirizza ekya gavumenti okukaliga Kenya
Bya Ritaha Kemigisa Abalunzi bekoko wansi wekibiina mwebegattira Uganda Poultry Farmers Network baanirizza okusawo kwa gavumenti, okukaliga balirwana aba Kenya, olwokugaana ebyamaguzi ebiva e Uganda. Minisita owensonga zomukago gwa East African Community, ga ye mumyuka wa Ssabaminisita wegwanga Asooka Rebecca Kadaga yagambye nti basazeewo mu […]
Minisitule eragidde abasomesa bakomewo ngebula wiiki 2
Bya Damalie Mukhaye Minisitule yebyenjigiriza nemizannyo eragidde abakulu bamasomero muga gavumenti nagobwananyini, okuyita absomesa bakomewo ku masomero mu wiiki 2, ngokugulawo amasomero tekunatuuka. Minisita webyenjigiriza nemizannyo Janet Museveni, olunnaku lweggulo yafulumizza calendar yebyenjigiriza nentekateeka eyokuggulawo amasomero omwaka ogujja. Amasomero gajja kugulwawo nga 10 January 2022, […]
Obunkenke ng’eKayunga balonda ssentebbe olwaleero
Bya Fred Muzaale Ebyokwerinda binywezeddwa mu disitulikiti ye Kayunga atenga n’obunkenke bweyongedde, ngabaayo bagenda okulonda ssentebbe wa disitulikiti omugya olwaleero. Okusinziira ku kakiiko kebyokulonda, Kayunga erina abalonzi emitwalo 19 nebifo ebironderwamu 338. Ekif kya ssentebbe wa disitulikiti kyasigala nga kikalu, oluvanyuma lwokufa kweyali Ssentebbe Ffeffekka […]