Amawulire

Bebakekejjula mu mbugo bagala kubagatta ku baliko obulemu

Bebakekejjula mu mbugo bagala kubagatta ku baliko obulemu

Ivan Ssenabulya

January 27th, 2022

No comments

Bya Musasi Waffe Ebbiina lyabakazi, abagamba nti bakolebwako ebikolwa byokubakekejjula mu mbugo mu buvubuka, bongedde okweyiwa ku wofiisi yomubaka wa gavumenti mu disitulikiti ye Bukwo. Bano bagala bagattibwe ku lukalala lwabaliko obulemu, basobole okuyambibwa gavumenti. Kino kikakasiddwa omubaka wa gavumenti e Bukwo, Samuel Hashaka Mpimbaza […]

Palamenti ekungubagidde Mutebile

Palamenti ekungubagidde Mutebile

Ivan Ssenabulya

January 27th, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa Minisita wamawulire ebyuma bi kalimagezi nokulungamya egwanga Dr Chris Baryomunsi asabye ababaka ba palamenti, okwewala okutobeka ebyobufuzi mu kufa kwa Prof Emmanuel Tumusiime Mutebile abadde gavana wa Banka yegwanga enkulu. Palamenti etudde, nebakukungubagira Prof Emmanuel Tumusiime Mutebile n’okujjukira emirimu gyakoledde egwanga. Baryomunsi […]

UN egenda kutunula mu Uganda kuby’eddembe ly’obuntu

UN egenda kutunula mu Uganda kuby’eddembe ly’obuntu

Ivan Ssenabulya

January 27th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Olutuula olwakakiiko akaddembe ly’obuntu aka Human Rights Council Universal Periodic Review (UPR), olw’omulundi ogwa 48 lukyagenda mu maaso mu kibuga Geneva e Switzerland. Olutuula luno lwatandise nga 24 January era lusubirwa okuggalwawo nga 3 February 2022, ngamawanga 12 awamu gegagenda okutunulwamu kungeri […]

Palamenti egenda kukungubagira Mutebile

Palamenti egenda kukungubagira Mutebile

Ivan Ssenabulya

January 27th, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa Palamenti egenda kutuula olwaleero, mu lutuula olwenjawulo okukungubagira abadde gavana wa Bank Enkulu, Prof Emmanuel Tumusiime Mutebile. Omubiri gwomugenzi gugenda kuletebwa ababaka okugukubako eriiso evvanyuma, okukubaganya ebirowoozo nga basiima emirimu amakula gyakoledde egwanga. Prof Mutebile yafudde ku Sunday mu gandalo erya sabiiti, […]

Omukago gwa Bulaaya bavumiridde okukwatibwa kwa Kakwenza

Omukago gwa Bulaaya bavumiridde okukwatibwa kwa Kakwenza

Ivan Ssenabulya

January 26th, 2022

No comments

Bya Christine Nakyeyune Omukago gwa Bulaaya mu Uganda bazeemu okubanja nti omuwandiisi, era omulwanirizi weddembe lyobuntu Kakwenza Rukirabashaija ayimbulwe. Olunnaku lweggulo Kakwenza yawereddwa okweyimirirwa kooti ya Buganda Road, wbaula naddamu nakwatibwa nga yakafuluma ekkomera. Okusinziira ku Eron Kiiza, omuntu we yakwatiddwa abantu abatanaba kutegerekeka nebamutwala. […]

Gavumenti esubidde bingi mu ntekateeka ya LEGS

Gavumenti esubidde bingi mu ntekateeka ya LEGS

Ivan Ssenabulya

January 26th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Gavumenti egamba nti esubidde mungi mu polojekiti ya Local Economic Growth Support (LEGS) nti egenda kuvaamu obuwanguzi. Entekateeka eno eri wansi wa minisitule yekikula kyabantu, ngerubiridde abantu akakadde kalamba, okuyita mu kusseesa entekateeka ebaddewo eyenkulakulana gyebatuuma National Development Plan III (NDP III) […]

Abanyarwanda abafiridde mu mataba e Kisoro babaziise Uganda

Ivan Ssenabulya

January 26th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe Bannansi ba Rwanda 5 abamu ku bantu 9, abafiridde mu mataba mu disitulikiti ye Kisoro bazikiddwa. Bano babaziise mu limbo ku ttak lya gavumenti e Rugina mu gombolola ye Nyarusiza e Kisoro munda mu Uganda. Omubaka wa gavumenti mu disitulikiti ye Kisoro […]

Museveni asubizza okuyamba abaafuna embuto mu muggalo

Museveni asubizza okuyamba abaafuna embuto mu muggalo

Ivan Ssenabulya

January 26th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe Omukulembeze wegwanga Yoweri K. Museveni ategezezza nga bwebagenda okuteesa mu lukiiko lwaba minisita nabalala abakwatbwako ku mbeera yabaana ababuuka nembuto, mu kiseera amasomero kyegamaze nga maggale. Wabaddewo okwemulugunya kungi oluvanyuma lwa alipoota ezizze ziraga nti abaana bangi abeyononesa, okugenda mu bikolwa byobukaba […]

Olwaleero lunnaku lwa NRM

Olwaleero lunnaku lwa NRM

Ivan Ssenabulya

January 26th, 2022

No comments

Bya Christine Nakyeyune Olunnaku olwaleero, emyaka giweze 36 ngegwanga liri wansi wobukulembeze bwekibiina kya National resistance movement olunnaku olumanyiddwa nga NRM Day. Zaali ennaku zomwezi 26 mu January wa 1986, Ssabayekera Yoweri K. Museveni nakwata obuyinza, bweyasuula gavumenti eyali efuga mu budde obwo. Kati emikolo […]

Enjovu Esse munnansi wa Saudi Arabia mu Uganda

Enjovu Esse munnansi wa Saudi Arabia mu Uganda

Ivan Ssenabulya

January 26th, 2022

No comments

Bya Benjamin Jumbe Enjovu esse omuntu mu kkumiro lyebisolo erya Murchison Falls National Park. Omugenzi ye Ayman Sayed ngabadde munnansi wa Saudi Arabia, ngono yabadde ne banne 3. Babadde batambulira mu mmotoka kika kya Toyota Wish nnamba UBJ917/C nga babadde bava Masindi nga baolekera Arua. […]