Amawulire

Gavumenti egenda kusengula abantu 5000 e Obongi

Ivan Ssenabulya

February 3rd, 2022

No comments

Bya Musasi Waffe Gavumenti yeyamye okusengula abantu 5,000 okubajja mu bifo ebikosebwa amataba, mu disitulikiti ye Obongi okubatwala awalala webanabeera obulungi. Obweyamu buno bukoleddwa ministule yebibamba nebigwa tebiraze, abakulu mu ministule bwebabadde basisinkanye abakulembeze nabantu abakosebwa. Mu mwaka gwa 2019 amataba gaalumba ekitundu kino, oluvanyuma […]

UPDF bafubutudde abayekera ba ADF ku nsalo

UPDF bafubutudde abayekera ba ADF ku nsalo

Ivan Ssenabulya

February 3rd, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa Amagye ge gwanga aga UPDF nagegwanbalemesezza obulumbaganyi bwabayekera era abajambula aba ADF ku nsalo mu Kabuga ke Kamango. Bwabadde yogerako naffe, akolanga omwogezi wa UPDF Lt Col Ronald Kakurungu akakasizza nti basobodde okufubutula abayekera okubazaayo nkisubi ku liiso. Akabuga ke Kamango keesudde […]

Gavumenti yasasula akawumbi 1 n’okusoba mu bakozi ab’empewo

Gavumenti yasasula akawumbi 1 n’okusoba mu bakozi ab’empewo

Ivan Ssenabulya

February 3rd, 2022

No comments

Bya Ndhaye Moses Ssababalirizi webitabo bya gavumenti ategezezza nga gavumenti bweyafiirwa ensimbi akawumbi 1 n’obukadde 200 mu kusasaula abakozi 600 abempewo muzi gavumenti ezebitundu. Kino kyabikuddwa Edward Akol, akolanga amyuka Ssababalirizi webitabo bya gavumenti bweyabadde awaayo alaipoota eya 2021 eri amyuka Sipiika Anita Among ku […]

Okukebera ssenyiga omukambwe: Ab’aloole bagala bisale ebyawamu

Okukebera ssenyiga omukambwe: Ab’aloole bagala bisale ebyawamu

Ivan Ssenabulya

February 3rd, 2022

No comments

Bya Musasi Waffe Oluvanyuma lw’okuggulawo ensalo ye Katuna, abagoba bemmotoka zebyamaguzi basabye nti waberewo okukaanya ku bisale byokubakebera ssenyiga omukambwe. Asuman Musa, omugoba wa lukululana munnansi wa Kenya atutegezezza nga bweyasasudde $ 5 ze silingi za Uganda 18,000 e Gatuna bweyabadde ava e Rwanda era […]

Amyuka Sipiika wa palamenti alagidde Obukiiko

Amyuka Sipiika wa palamenti alagidde Obukiiko

Ivan Ssenabulya

February 3rd, 2022

No comments

Bya Damalie Mukhaye Amyuka Sipiika wa palamenti Anita Among alagidde obukiiko obwenjawulo, obwawebwa emirimu okwekeneenya amateeka mu bubaga, bakomyewo alipoota zitesebweko. Bweyabadde ayogerera mu lutuula lwa palamenti akawungeezi akayise, Among yajjukizza ababaka nti akakiiko kaweebwa ennaku 45 okwekeneenya ebbago nokwanja alipoota. Agambye nti ku mateeka […]

Abantu 12 bebalumiziddwa mu muliro ku VIvo Energy

Abantu 12 bebalumiziddwa mu muliro ku VIvo Energy

Ivan Ssenabulya

February 3rd, 2022

No comments

Kampuni yamafuta, Vivo Energy Uganda ekakasizza omuliro nokubwatuka okwabaddewo akawungeezi akyise ku Depo yaabwe esangibwa ku mu Kampala. Mu njega eno abanti 12 bebalumiziddwa nga tebanakakasa muntu yenna eyafudde. Poliisi yategezezza nga bwekyanonyereza okuzuula ekyavuddeko omuliro guno, ogwaleseewo akassatiro mu bantu ku Dipo eno ne […]

Okuteeka emikono ku ndagaano z’amafuta ezisembayo

Okuteeka emikono ku ndagaano z’amafuta ezisembayo

Ivan Ssenabulya

February 1st, 2022

No comments

Bya Ritaha Kemigisa ne Benjamin Jumbe Ba nekolera gyange basabye gavumenti nti babeere begendereza ku nkwata ya ssente zamafuta. Bino webijidde ngolwaleero enjuuyi zonna zigenda kuteeka emikono ku buguzi nobutunzi, oba Final Investment Decision FID ne kampuni zamafuta okuli Total energies ne China National Offshore […]

Boda boda baziwadde ennaku 7 okwetereeza

Boda boda baziwadde ennaku 7 okwetereeza

Ivan Ssenabulya

February 1st, 2022

No comments

Bya Ndhaye Moses Ab’obuyinza mu Kampala batandise ku ntekateeka zokulongoosa omulimu gwa boda boda. Abagoba ba boda boda ne bannayini zo, bawereddwa ennaku 7 okutereeza ebiwandiiko byobwananyini naabo abatigatiga pikipiki zaabwe bazietereeze. Kino kitandikidde Rubaga, ngomubaka wa gavumenti Habert Handson Burora agambye nti bagala okulwanyisa […]

Bobi bamuyise yenyonyoleko mu kooti

Bobi bamuyise yenyonyoleko mu kooti

Ivan Ssenabulya

February 1st, 2022

No comments

Bya Ruth Anderah Kooti ye Nakawa eyisizza ebibaluwa ebiyita, akulembera ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu amanyiddwa nga Bobi Wine, okulabikako ayanukule emisango egimuvunanibwa, egyokuwa amawulire agobulimba eri gavumenti. Omusngo gwawaabwa munnamateeka Hassan Male Mabirizi, nga 12 January 2022. Bino byesigamiziddwa ku driving permit eyamuweebwa […]

Abakozesa Yintaneti beyongedde

Abakozesa Yintaneti beyongedde

Ivan Ssenabulya

February 1st, 2022

No comments

Bya Christine Nakyeyune Alipoota ekwata ku butale nenkozesa ya Yintaneti, okuva mu kakiiko akebyempulizganya aka Uganda Communication Commission, eraze nti abakozesa ssekayunzi oba yintaneti baweze akakadde 1 nemitwalo 90 omwaka oguwedd wegwagwereddeko. Omwezi gwa Sebutemba 2021, wegwagwerako, alipoota eraga nti abakozesa yintaneti nga beyongedde 10%. […]