Amawulire

Abamagye 2 bafiridde mu kabenje e Jinja

Abamagye 2 bafiridde mu kabenje e Jinja

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga Poliisi ya Corner Junction ku luguudo oluva e Malaba okudda e Jinja mu disitulikiti ye Tororo, banonyereza ku kabenje dekabusa akafiriddemu abajaasi begye lyegwanga erya UPDF 2. Abagenzi ebibakwatako tebinategerekeka, wabula emirambo gyabwe gitwaliddwa ku gwanika lye Ubonji okwongera okwekebejebwa. Faridah Nampima omwogezi wa […]

Omukadde bamwokedde mu nnyumba Entebbe

Omukadde bamwokedde mu nnyumba Entebbe

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2022

No comments

Bya Juliet Nalwooga Poliisi Entebbe ku butemu obukoleddwa ku namukadde Margaret Nyakuni Onzia ow’emyaka 66, enyumba ye bwebagitekedde omuliro nafiramu. Omugenzi yabadde amyuka akulira Uganda Nurses and Midwife Council, olukiiko olugatta abasawo ku mutendera ogwo mu Kampala. Abadde mutuuze we Bugonga mu munisipaali ye Entebbe, mu […]

Eyali minisita w’empisa Fr Simon Rokodo afudde

Eyali minisita w’empisa Fr Simon Rokodo afudde

Ivan Ssenabulya

January 29th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omukubiriza wa palamenti Jacob Oulanya akungubagidde eyali minisita omukwasisa wempisa nobuntu bulamu Rev Fr. Simon Lokodo. Oulanya obubaka bwe obwokukungubaga abuyisizza ku mukutu gwa twitter, ngagambye nti kufiirwa kwamanyi eri egwanga nekitundu kya Dodoth West kyeyali akirira mu palamenti. Ono wafiridde, abadde […]

Abayizi essomero libasukiriddeko

Ivan Ssenabulya

January 28th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omukulu w’e ssomero lya Bishop’s East P/S mu munisipaali ye Mukono Christopher Ssebaggala asobeddwa olw’omuwendo gw’abaana ogususe obungi. Essomero lya gavumenti, wabula Ssebaggala alajanidde gavumenti babazimbire ku bizimbe n’okubawayo ku ntebbe. Agambye nti abaana bangi mu bibiina, nga kyavudde ungeria abaana gyebabayisaamu okugenda […]

Munnamawulire afiridde mu kabenje

Munnamawulire afiridde mu kabenje

Ivan Ssenabulya

January 28th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi e Mbale etandise okunonyereza ku kabenje akafiriddemu munnamawulire. Bannamawulire mu kitundu kya Elgon baguddemu encukwe, munaabwe Brian Masaba abadde omusomi wamawulire ku Open Gate Radio bwafiridde mu kabenje. Omugenzi abadde aweza emyaka 27 wabula yabadde ku pikipiki, nnamba UEY 674/U kika […]

Museveni akungubagidde Mutebile

Museveni akungubagidde Mutebile

Ivan Ssenabulya

January 28th, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa Omukulembeze wegwanga Yoweri K Museveni asabye abakozi ba gavumenti, okutwala ekyokulabirako kya Prof Emmanuel T. Mutebile, abadde gavana wa Banka yegwanga enkulu. Agambye nti abadde yewaayo okuwereza egwanga mu mazima nokwewaayo. Museveni abadde mu kusabira omwoyo gwomugenzi e Kololo, nasiima Prof Mutebile […]

Abasubuzi besunze okuggula ensalo y’eGatuna

Abasubuzi besunze okuggula ensalo y’eGatuna

Ivan Ssenabulya

January 28th, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa Abasubuzi wansi wa Kampala City Traders Association, KACITA baanirizza ekyokuggulawo ensalo ye Gatuna. Rwanda yafulumizza ekiwandiiko nga bakakasa ng bwebagenda okuggula ensalo yeKatuna/Gatuna nga 31 January. Kino kyadiridde enteseganya ezibadde zigenda mu maaso, nga gyebuvuddeko omuddumizi wamagye ga UPDF agokuttaka Lt Gen […]

Uganda bagitadde ku nninga

Uganda bagitadde ku nninga

Ivan Ssenabulya

January 28th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Uganda bagitadde ku nninga babeeko byebatereeza, okulongoosa enkwata yeddembe lyebuntu. Okusaba kuno kwakoleddwa mu lutuula olwomulundi ogwa 40 olwakakiiko kekibiina kyamawanga amagatte akeddembe lyobuntu olwa Human Rights Council’s Universal Periodic Review (UPR). Bino byabadde mu kibuga Geneva-Switzerland, ngeno minisita wa Uganda owensonga […]

Rwanda daaki eguddewo ensalo

Rwanda daaki eguddewo ensalo

Ivan Ssenabulya

January 28th, 2022

No comments

Bya Ritah Kemigisa Gavumenti ya Rwanda erangiridde nga bwebaguddewo ensalo yaayo ne Uganda eye Katuna/Gatuna ngeno ebadde egaddwa okumala emyaka 3. Kinajjukirwa nga 28 February mu 2019, Rwanda yaggala ensalo nga baategeeza nga bwebaliko emirimu gyebaali bagenda okukola, okutereeza ensalo. Oluvanyuma Rwanda yayimiriza bannansi baayo […]

Poliisi ekutte omusmba lwakutikka baana mbuto

Poliisi ekutte omusmba lwakutikka baana mbuto

Ivan Ssenabulya

January 27th, 2022

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi e Mbale baliko omusumba gwebagalidde ku misango gyokusobya ku baaana abatanetuuka. Omukwate musumba wa kkanisa yabalokole, ku kyalo Waninda mu gombolola ye Bumasikye nga kigambibwa nti yegadanze nabawala owemyaka 15 ne 17 nabatikka n’embuto. Abaana bano bebabagulizza ku kitaawe, eyategezezza poliisi […]