Amawulire

Palamenti eyisiza ebbago ly’enongosereza ku Nsimbi z’abakozi

Palamenti eyisiza ebbago ly’enongosereza ku Nsimbi z’abakozi

Ivan Ssenabulya

November 24th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya, Palamenti leero eyisiza ebbago lye tteeka erye nnongosereza elikwata ku kitavu kya bakozi erya National Social Security Fund (Amendment) Bill, 2021. Kati ebbago lino lilindiridde mukulembeze weggwanga kulitekako mukonogwe litandike okukola. Palamenti etudde enkya ya leero okwongera okwetegereza obumu ku buwayiro obulilimu […]

Abéddwaliro lya Kajjansi health center IV balajana tebalina Ggwanika

Abéddwaliro lya Kajjansi health center IV balajana tebalina Ggwanika

Ivan Ssenabulya

November 24th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Abakulira eddwaliro lya Kajjansi health center IV balajana butaba na Ggwanika webatereka emirambo. Oluvanyuma lwa gavt okubazimbira theatre webalongoseza abantu, era bakyalina ekizibu kyekifo webatereka abantu ababeera bafiridde mu ddwaliro lino nga kati emirambo bagireka kubutando okutuusa bananyini gyo bwebagitwaala. Okusinziira ku […]

Ssente z’abakade zetaaga okwongerwako okuva 25,000/- okudda ku 50,000/-

Ssente z’abakade zetaaga okwongerwako okuva 25,000/- okudda ku 50,000/-

Ivan Ssenabulya

November 24th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Save the Children, ekitongole kyobwanakyewa ekitakabanira eddembe lyabaana bagamba nti abaana okwetoloola egwanga, bayita mu kusomozebwa kungi, era tebamanyisiddwa kimala ku buyambi bwebatekeddwa okufuna okuva mu gavumenti. Michael Ochirechan, akulira embeera z’abaana oba Head of Youth Empowerment and Livelihoods ku kitongole kino, […]

Gwebabonerezza olw’okusobya ku mbuzi afudde

Gwebabonerezza olw’okusobya ku mbuzi afudde

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2021

No comments

Bya Musasi Waffe Mu mawulire agempuna, waliwo omuvubuka owemyaka 19 afudde, oluvanyuma lwokuwalampa embuzi. Bino bibadde mu disitulikiti ye Oyam, ngomugenzi ye Geoffrey Otema, abadde mutuuze ku kyalo Arwot Nyap mu gombolola ye Loro. Omuvubuka ono kigambibwa nti oluvnyuma lwokumalira ejjakirizi ku mbuzi, yagigudde mu […]

Bannansi ba DR-Congo 3 babakutte bayigga ebinyobyi mu Uganda

Bannansi ba DR-Congo 3 babakutte bayigga ebinyobyi mu Uganda

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2021

No comments

Bya Musasi Waffe Poliisi mu tawuni kanso ye Kihihi mu disitulikiti Kanungu eriko bannansi begwanga lya DR-Congo 3 bekutte olwokuyigga ebinyonyi nokubitta, munda ku ttaka lya Uganda. Amawulire okuva ku Poliisi ye Kihihi galaga nti abantu bano 3, babakutte nebabatwala okubakunya, oluvanyuma lwokutta ekinyonyi. Omubaka wa […]

Abebyokwerinda basambazze ebya gavumenti okukuba abantu baayo

Abebyokwerinda basambazze ebya gavumenti okukuba abantu baayo

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi esambazze byebayise pokopoko atambula eno neeri, ngabamu balumiriza nti gavumenti yandibeera nekyemanyi ku bbomu ezikubwa mu kibuga. Bino byabadde mu kuwayaamu nabantu babulijjo, ku mitimbagano kyebatumye government citizen interaction on ‘securing your environment amid terror threats’. Abamu ku betabye mu nisisinkano […]

Gavumenti tesaanye kuteesa naba ADF

Gavumenti tesaanye kuteesa naba ADF

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omukugu mu byokwerinda atenga munonyereza agamba nti okuteseganya nebajambula aba Allied Democratic Forces oba (ADF) tekikola nnyo makulu. Omubaka wa munisipaali ye Bugiri, Asuman Basalirwa, wiiki ewedde yaleeta ekiteeso kino eri palamenti ngamba nti kino kisaanye kikolwbwe, kubanga omulabe akuba Uganda amanyikiddwa […]

Minisitule esabye abasawo bayimirize akediimo

Minisitule esabye abasawo bayimirize akediimo

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2021

No comments

Bya Musasi Waffe Minisitule yebyobulamu, esabye abasawo okuyimiriza akediimo kaabwe, kebatekateeka. Omwogezi wa minisitule yebyobulamu Emmanuel Aiyenbyoona, agambye nti batekeddwa okusooka okulowooza ku balwadde, ngasubizza nti ensonga zebemulugunyako era zebatuusa okuyita mu kibiina ekibagatta ekya Uganda Medical Association zaakukolwako. Agambye nti entekateeka zigenda mu maaso, […]

Omusumba Jjumba atenderezza Ssekandi

Omusumba Jjumba atenderezza Ssekandi

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2021

No comments

Bya Gertrude Mutyaba Omusumba w’eSsaza lye Masaka Serverus Jjumba alabudde abakulembeze, bonna abeesomye okukwata ku ttaka lya Klezia obutetantala. Omusumba Jjumba asinzidde mu kusaba missa mu kukuza olunaku lwa Yezu Kabaka, essaza kwerijagulizza n’olunaku lwessaza emikolo egibadde ku Sports Arena e Kitovu. Omusumba asinzidde wano […]

Omulabirizi alabudde abasawo obutatunda musaayi

Omulabirizi alabudde abasawo obutatunda musaayi

Ivan Ssenabulya

November 22nd, 2021

No comments

Bya Barbra Nalweyiso Omusumba w’essaza lya Kiyinda Mityana, ajjukiza abasawo abakola mu malwaliro obutagezaako kukemebwa okutunda omusaayi. Agambye nti kino ssi kyabwenkanya, kubanga abaguwaayo baguweayo ku bwerere, era kyandivaako abantu okwenyiwa nebalekerawo okugugaba. Bishop Joseph Antony Zziwa, okwogera bino abadde ajjukiza abakristu okugenda okugaba omusaayi […]