Amawulire

Nambooze addukiridde omusomesa ku Waguma Junior

Nambooze addukiridde omusomesa ku Waguma Junior

Ivan Ssenabulya

October 26th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Omubaka wa munisipaali ye Mukono Betty Nambooze addukiridde omusomesa Shadia Nakafeero, eyali assomesa ku ssomero lya Waguma Junior School e Bamugolodde mu Nakasongola eyalumbibwa embuyagga wiiki ewedde nesanyawo ennimiro ye yonna. Nambooze amuwadde ebikozesebwa okubadde n’emmere saako ensimbi enkalu akakadde 1 zimuyambeko […]

Ssegirinya ne Ssewanyana kkooti ebamye Beyilo

Ssegirinya ne Ssewanyana kkooti ebamye Beyilo

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2021

No comments

Bya Malik Fahad, Kkooti enkulu e Masaka egaanye okuwa okweyimirwa ababaka ba palamenti ababiri Muhammad Ssewanyana ne Allan Ssewanyana abali ku misango gyóbutemu, obutujju nókuyambako mu bikolwa byobutujju. Omulamuzi Lawrence Tweyanze akkiriziganyiza nómuwaabi wa gavt Richard Birivumbuka eyategeeza nti okuyimbula ababaka bano kyakutataganya okunonyereza kwabwe […]

Abakulembeze ba Mawanga bavumiridde amaggye okuwamba Gavt e Sudan

Abakulembeze ba Mawanga bavumiridde amaggye okuwamba Gavt e Sudan

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2021

No comments

Bya musasi waffe, Abakulembeze ba mawanga bavumiridde ekya maggye okuwamba gavt mu ggwanga erya sudan. Kino kidiridde amaggye okuwamba gavt eyalondebwa omuntu wa bulijjo ne bakwata nabakulembeze be byobufuzi, balangiridde nakasera akakatyabaga. Omukago omwegatira amawanga agali ku semazinga Africa ogwa African Union gulaze obwenyamivu olwebigenda mu […]

Poliisi tenafuna bujjulizi nti abatujju ba IS bebateze boomu e Komamboga

Poliisi tenafuna bujjulizi nti abatujju ba IS bebateze boomu e Komamboga

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga, Poliisi evudeyo newakanya ebigambibwa nti abatujju ba Islamic state bebabadde emabega wóbulumbaganyi bwa boomu obwakolebwa mu kifo webalira enyama yé mbizzi e komamboga omwafiiridde omuntu omu nábalala 3 ne balumizibwa. Okusinzira ku mukutu gwa mawulire ogwa Reuter’s news agency, abatujju ba Islamic […]

KACITA esabye Gavt eyongere obukuumi mu kampala

KACITA esabye Gavt eyongere obukuumi mu kampala

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Abasuubuzi bómu Kampala abegatira mu kibiina kya Kampala City Traders Association (KACITA) basabye gavt nábasuuzi bomu akeedi okwongera okunyweza ebyokwerinda ku milyango egiyingira e ebizimbe byonna mu kaseera kano nga abatuju besoma okukuba Uganda awaluma. Kino kidiridde obulumbaganyi bwa boomu etegeddwa ku […]

ADB ekubye Uganda enkata ya $288M zikole enguudo mu Kampala

ADB ekubye Uganda enkata ya $288M zikole enguudo mu Kampala

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Gavumenti ya Uganda bajikubyeko enkata ya bukadde bwa $ 288 okuva mu African Development Bank okudabiriza enguudo mu kibuga Kampala. Bwabadde ayogera ne bannamawulire mu Kampala, akolanga akulira ebyókuzimba enguudo mu KCCA Justus Akankwansa, agambye nti ssente zino zigenda kukozesebwa okusimba enkulungo […]

Abadde atema ebitoogo afiridde mu mazzi

Abadde atema ebitoogo afiridde mu mazzi

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2021

No comments

Bya Abubaker Kirunda Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Walyabira mu gombolola ye Nawaikoke mu disitulikiti ye Kaliro omusajja abadde agenze okutema ebitoogo, bwagudde mu lusaalu nafiramu. Omugenzi ye Mathias Walya, ngabadde mutuuze ku kyalo kyekimu. Amyuka ssentebbe wekyalo kino Yeko Baburi agambye nti omugenzi eno, […]

NUP bagala kunonyereza okwanamaddala ku Bbomu

NUP bagala kunonyereza okwanamaddala ku Bbomu

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ab’oludda oluvuganya gavumenti aba National Unity Platform basabye gavumenti, ekole okunonyereza okwanamaddala ku bulumbaganyi obwakoleddwa e Komamboga, abakoseddwa bafune obwenkanya. Obulumbaganyi buno bwaliwo ku Lwomukaaga bbomu bweyakubwa ku Digida Pork Joint omuntu omu naafa, abalala 3 nebalumizibwa. Bwabadde ayogera ne bannamwulire e […]

Omuntu 1 afiridde mu muliro ku kibanda kyembaawo e Mbarara

Omuntu 1 afiridde mu muliro ku kibanda kyembaawo e Mbarara

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2021

No comments

Bya Musasi Waffe Omuntu omu yafiridde mu muliro nabbambula, ogukutte ekibanda kyembaawo, mu kibuga kye Mbarara okumpi ne paaka ya Bus. Omuliro guno kisubirwa nti gwatandise ku ssaawa 8 mu kiro ekikesezza olwaleero ngomuliro gulaze negukwata ne galagi zemotoka era mmotoka eziwerako zzezitokomokedde mu muliro […]

Omusajja yetutte ku Poliisi bamusibe

Omusajja yetutte ku Poliisi bamusibe

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2021

No comments

Bya Musasai Waffe Omusajja adduse mu nnyumba ye, nasibira ku poliisi nasaba bamusibe nga bamukuuma okuva eri mukyala we, gwagambye nti abadde takyasobola kubeera naye. Bino bibdde mu gwanga lya Italy, omusajja owemyaka 30 munnansi wa Albania bweyetutte ku poliisi. Ono abadde abeera mu kitundu […]