Amawulire

Univasite zeetegekera kuggulawo nga 1 Novemba

Univasite zeetegekera kuggulawo nga 1 Novemba

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye Akakiiko akebyenjigiriza ebya waggulu, aka National Council for Higher Education (NCHE) bafulumizza ennambika yebitekeddwa okugobererwa eri zzi Uniasite namatendekero gebyemikono okuggulaow omwezi ogujja. Kinajjukirwa nti omukulembeze wegwanga mu kwogera kwe, okwasembayo yalagira amatendekero gano, gaggulewo nga 1 Novemba. Ssentebbe wakakiiko kano, Prof […]

Museveni ayongedde okuvumirira obutujju

Museveni ayongedde okuvumirira obutujju

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Omukulembeze wegwanga Yoweri K. Museveni ayongedde okuvumirira ekikolwa kyobutujju, bbomu bweyabwatuddwa ku bbaala eya Digida Pork Joint. Mu kiwandiiko ekyokubiri, Museveni kyafulumizza agambye nti abaakikoze mbizzi mu lunyanyimbe kyayise “parasite pigs”. Kati agambye nti newankubadde ababadde mu baala babadde bamenya mateeka ku […]

Islamic State bakakasizza nti bebakubye bbomu e Kamomboga

Islamic State bakakasizza nti bebakubye bbomu e Kamomboga

Ivan Ssenabulya

October 25th, 2021

No comments

Bya Reuters Abajambula aba Islamic state bakakasizza nti bebakoze obulumbaganyi bwa bbomu ku baala e Komamboga, mu kiro kyolwomukaaga. Muno mwafiriddemu omuntu omu nabalala 3 nebalumizibwa. Eyafudde yabadde muvubuka owemyaka 20, waita mu kifo kino. Kati okusinziira kubomukutu gwa Reuters, aba IS baliko ekiwandiiko kyebatadde […]

Museveni ayogedde ku bbomu eyakubiddwa e Komamboga

Museveni ayogedde ku bbomu eyakubiddwa e Komamboga

Ivan Ssenabulya

October 24th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Omukulembeze wegwanga Yoweri K. Museveni asabye bannaYugnda, okusigala nga bakakamu, oluvanyuma lwa bbomu eyakubiddwa ku kiso ekisanyukirwamu ekya Digida Pork Joint e Komamboga, mu Kwata zone e Kampala. Pulezidenti Museveni obubaka bwe, abuyisizza ku tweeter, nagamba nti baamunyonyodde nga bwebyabadde, ngomuntu omu […]

Maama atubidde nómwana ow’emyaka 2 omulwadde wómutima

Maama atubidde nómwana ow’emyaka 2 omulwadde wómutima

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya, Maama mu disitulikiti eye Gomba atubidde nómwana owemyaka 2 alina ekizibu ku mutima. Okusinzira ku Jackeline Nabakooza, abasawo ku ddwaliro lya balwadde be mitima e Mulago bamuwa amawulire nti omwanawe Alexandra Nsereko alina ekituli ku mutima era nga beetaaga obukadde 85 atwalibwe […]

Museveni atongoza Labalatole omwokeberebwa abalina Covid ku kisaawe eEntebbe

Museveni atongoza Labalatole omwokeberebwa abalina Covid ku kisaawe eEntebbe

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Omukulembeze weggwanga Museveni, atongoza labalatole ezigenda okukozesebwa mu kwekebejja ekirwadde kya covid-19 okwobuwaze eri abasabaze bonna abayingira eggwanga ku kisawe Entebbe. Gye buvudeko gavt ebadde ekebera abo bokka abava mu mawanga agasinga ekirwadde Bwabadde ayogerera mu kutongoza labalatole zino ezirina obusobozi okwekebejja […]

Poliisi etandise okunonyereza kunfa yómuvubuka eyayise mu faamu yómulamuzi

Poliisi etandise okunonyereza kunfa yómuvubuka eyayise mu faamu yómulamuzi

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Poliisi mu disitulikiti eyé Rukungiri etandise okunonyereza kunfa yómuvubuka owemyaka 19 eyakubwa oluvanyuma lwokuyita mu faamu yómulamuzi. Kigambibwa nti Elia Natumanya nga mutuuze we a Rugarama mu gombolola ye Buyanja yakubibwa bweyasalinkiriza mu faamu yómulamuzi Christopher Gashira Bakye mu kudda eka. Omwogezi […]

Bakiggala bakukuluma

Bakiggala bakukuluma

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya, Abamasomero g’abaana ba kiggala bakukulumidde abatwala eby’enjigiriza mu gwanga olwokubasulirirra. Bano bagamba nti basanze okusomoozebwa okwamaanyi mu kiseera kyomuggalo, naye tewali buyambi bwonna gavumenti bweyabatusiza. Akulira Hand in Hand abalabirira abaana ba kiggala mu kibuga Mukono, nga ye Loyce Takwodwori agambye nti […]

Emmere ekolebwa mu makolero ga kuno ebbulamu ebiriisa

Emmere ekolebwa mu makolero ga kuno ebbulamu ebiriisa

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe, Okunonyereza okukolebwa kulaze nti emmere esinga ekolebwa wano mu ggwanga terina biriisa birungi okusinzira ku nnambika ye kitongole ekirondoola omutindo gwe bintu. Alipoota eno efulumiziddwa ekibiina kya Uganda consumers’ protection Association nga kiri wamu nába spina bifida. Bano okunonyereza kwabwe bakukola wakati […]

Abasuubuzi bémputa bagala ewerebwe okuliibwa mu uganda

Abasuubuzi bémputa bagala ewerebwe okuliibwa mu uganda

Ivan Ssenabulya

October 23rd, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina omwegatira abasuubuzi bebyenyanja ki Uganda Fish Processors and Exporters Association (UFPEA) kyagala mu bbago lye tteeka erikwata ku byenyanja erya Fisheries and Aquaculture bill 2021, eriri mu kwetegerezebwa palamenti mu tekebwemu akawayiro akawera bannauganda okulya emputa basigalire ngege yonna. Bwabadde alabiseeko mu kakiiko ka […]