Amawulire

Olwaleero lunnaku lwamaaso

Olwaleero lunnaku lwamaaso

Ivan Ssenabulya

October 14th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe Uganda olwaleero yegasse kunsi yonna, okukuza olunnaku lwamaaso olwa World Sight Day. Olunnaku luno, lukuzibwa ku Lowkuna olwokubiri mu mwezi ogwa Okitobba nekigenderwa okumanyisa abantu ku bukulu bwokukuuma amaaso. Akulira ebyobujanjabi mu minisitule yebyobulamu Dr Charles Olaro mu bubaka bwe, asabye abantu […]

Makerere enonyereza ku misango 2 egyobukaba ku baana

Makerere enonyereza ku misango 2 egyobukaba ku baana

Ivan Ssenabulya

October 14th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye Abakulu ku ttendekero lye Makerere baliko emisango 2 gyebanonyerezaako, egyokukabawaza abayizi nga gyalopebwa ngettendekero terinaggalwawo omwaka oguwedde. Abanonyereza, omwaka oguwedde bazuula nti ebikolwa ebyobukaba ebitusibwa ku baana 91% emisango tejiropebwa. Grace Bantebya, ngono Professor ku Makerere University Schools of Women and Gender […]

Abasomesa betaaga obujanjabi bw’obwongo

Abasomesa betaaga obujanjabi bw’obwongo

Ivan Ssenabulya

October 14th, 2021

No comments

Bya Prosy Kisakye Abakugu mu ndwadde zemitwe nobwongo mu Uganda bawabudde gavumenti, okutuusa obujanjabi bwemitwe eri abasomesa, ngamasomero teganaggulawo. Gavumenti yalangirira okggulawo amasomero okutandika naba univasite nga 1 Novemba, ateng abasigadde baakutandika mu January womwaka ogujja. Akulira ekitongole kya Psychosocial Support Initiative nga ye Michael Byamukama abadde […]

Abaakosebwa amataba e Kasese balajanidde Gavt

Abaakosebwa amataba e Kasese balajanidde Gavt

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2021

No comments

Bya Joel Kaguta, Abakosebwa amataba e kasese omwaka oguwedde ne babudamizibwa mu nkambi ye Muhokya abasoba mu 1400 balajanidde gavt ku mbeera embi mwe bali naddala obukyafu mu nkambi Bano Bagala gavt eyanguyirizeko enteekateeka eyokubasengula okuva mu nkambi eno nga tebanafuna ndwadde eziva ku buligo. […]

Janet asabye amattendekero ku byókukabasanya abayizi

Janet asabye amattendekero ku byókukabasanya abayizi

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2021

No comments

Bya Damali Mukhaye, Minisita owe byenjigiriza Janet Museveni asabye abamasomero okuteeka mu nkola ebiragiro ku muzze gwokukabasanya abayizi kisobozese abayizi obutagibwa ku mulamwa Obubaka bwa janet busomedwa sipiika wa palamenti Jacob Oulanyah ku ssentendekero e Makerere mu kutongoza enkola eyokugoba ebikolwa ebyokukabasanya abayizi mu matendekero […]

Amawanga 17 essuubi ely’okukiika mu mpaka za World Cup ligawedde

Amawanga 17 essuubi ely’okukiika mu mpaka za World Cup ligawedde

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Amawanga aga Africa 17 esuubi eryokukiika ku mpaka za world cup libaweddemu oluvanyuma lwokumaliriza enzannya zabwe ezomu bibinja mu mpaka ezokusunuslamu abanakiika. Newankubadde bakyalinayo omukisa gwokulwanirira obubonero 6 tebasobola kuyita ku bali kuntiko ye bibinja. Kubawandusse kuliko Angola ne Togo nga zino […]

Abasibe 2 bafiriidde mu budukulu bwa poliisi

Abasibe 2 bafiriidde mu budukulu bwa poliisi

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2021

No comments

Bya Malikh Fahad Polisi e Masaka ebakanye nokunonyereza kungeri abasibe 2 gyebafiridde mu kaddukulu, e Masaka ne Bukomansimbi. Abagenzi babadde bavunanibwa misango gyakusobya ku baana nobubbi, nga gyalopebwa wiiki eno wabula olwaleero basangiddwa nga bafu. Omusibe afiridde mu kaddukulu ka poliisi e Masaka ye Ronald […]

Emiwendo gyabalwadde ba COVID-19 gigenda kukendeera

Emiwendo gyabalwadde ba COVID-19 gigenda kukendeera

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Ekitongole ekivunayizbwa ku kutegekera egwanga, National Planning Authority balagudde nti emiwendo gyabalwadde ba ssenyiga omukambwe aba buli lunnaku gigenda kwongera okukka mu wiIki 2 ezijja. Ebibalo ebya wiiki eyatandise nga 10 Okitobba okutukira ddala nga 16, biraga nti abalwadde mu kubala okwangu […]

Abakazi bebaasinga okulwala COVID-19

Abakazi bebaasinga okulwala COVID-19

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Minisitule yebyobulamu, etegezezza ngabasinga ku bantu abalwala ssenyiga omukambwe mu muyaga ogwokubiri bwebaali abakazi bwogerageranya ku basajja. Bino byogeddwa, minisita webyobulamu Dr Ruth Aceng bwabadde anyonyola egwanga bweriyimirirdde ku mbeera yobulwadde bwa lumiima mawuggwe. Engeri abantu gyebalwalamu, nayo agambye nti yakendedde. Agambye […]

Aba PSFU basse omukago okuyamba abavubuka 9,400

Aba PSFU basse omukago okuyamba abavubuka 9,400

Ivan Ssenabulya

October 13th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Private Sector Foundation Uganda (PSFU) basse omukago nekitongole kya Agricyle Global okuyamba abavubuka abasoba mu 9,400 okulwanyisa ebbula lyemirimu. Mu ntekateeka eyemyaka 5, abalimi naddala abavubuka baakubayunga ku butale mu mawanga gebweru, okutumbula omutindo nebirala. Bweyabadde ayogerera ku mukolo kwebatongolezza enkolagana neo, […]