Amawulire
Gavumenti esaanye okujjuza ebifo byabasomesa ebikalu
Bya Damalie Mukhaye Abakulu bamasomero basabye gavumenti, ekole entekateeka eyenjawulo okujuzo ebifo byabasomesa ebikalu nga bukyali. Bino webijidde ngamasomero gali mu ntekateeka okuggulawo, mu January ku ntandikwa yomwaka 2022. Omukulembeze wegwanga Yoweri K. Museveni yalagira yalagira amsomero gagulewo mu January atenga aba Univasite namatendekero amalala […]
Ababaka beyawuddemu kubyekisinde kya Besigye ‘PFT’
Bya Prosy Kisakye Abamu ku babaka ba palamenti, betemyemu ku nsonga zekisinde ekippya ekyatondeddwawo Dr Kiiza Besigye kyebatuumye “People’s Front for Transition” (PFT). Ekisnde kino kyazze nomulamwa gwokununula egwanga, bagamba nokujjako pulezidenti Museveni ngomwaka 2026 tegunatuuka. Kati akulira oludda oluvuganya gavumenti mu palamenti, omubaka wa […]
Abazadde bawabuddwa ku nkuuma y’abaana ku yintaneti
Bya Ivan Ssenabulya Abazadde bawabuddwa kungeri gyebayinza okukumamamu abaana, ku yintaneti. Abaana bangi abeyunidde yintaneti, okusomera aokwo okuva ssenyiga omukambwe lweyayaingira mu gwanga. Wabula muno mujiddemu okusmozebwa, abaana nga batadise okulaba bingi byebatatekeddwa Team Leader ku kitongole kya Encrypt Uganda, abatakabanira ensonga zobukuumi ku yintaneti […]
Omukulu w’essomero eyasiyaga abaana bamusibye mayisa
Bya Ruth Anderah Omukulu wessomero mu Wakiso, waakusibwa obulamu bwe bwonna obusigadde mu kkomera. Omulamuzi wa kooti enkulu, ewozesa emisango egya nnaggomola David Wangutusi yasalidde Didas Mpagi ekibonerezo kino. Mpagi yasingisiddwa emisango gyokukusa abaana, nokukkira abayizi be abalenzi nabaulika ennenge.Omulmuzi agambye nti ekibonerzo kino kisaanye […]
Museveni alabudde bannauganda kukumala gatambula
Bya Benjamin Jumbe, Omukulembeze wéggwanga Museveni alabudde bannauganda okukomya okutambulatambula mu mawanga agebweru. Bino abyogeredde ku mikolo gyamafuga ku kisaawe e kololo agómulundi ogwa 59 Museveni okulabula kuno okukoze oluvanyuma lwa bakozibe 3 beyatambula nabo okugenda ku mwoleso e Dubai ne mu ggwanga lya Ethiopia […]
Abavubuka basabye abakulembeze ku nkyukyuka mu mbeera yóbudde
Bya Moses Ndaye, Abakulembeze ba bavubuka okuva mu mawanga agakyakula basabye abakulembeze ba mawanga obutakoma kukyokulwanyisa enkyukakyuka mu mbeera yobudde. Bano bagamba nti abavubuka nábaana bebasinga okukozesa ne nkyukakyuka mu mbera yobudde newankubadde tebeebuuzibwako. Juliet Luwedde okuva mu kibiina kya African Youth Initiative on climate […]
Abalwanirizi beddembe ku yintanenti bongedde okusaba Gavt
Bya Ivan Ssenabulya, Abalwanirizi béddembe bongedde okusaba gavumenti egyewo omusolo gweyateeka ku bakozesa yintanenti. Mu mwaka gwebyensimbi guno gavt yayisa omusolo gwa bitundu 12% eri abakozesa yintanenti. Wabula ekibiina kya Encrypt Uganda, ekirwanirira eddembe lya bali ku mikutu egyomutimbagano kitegezeza nti bukya gavt yateekawo omusolo […]
Bannauganda tebalina kyakujjaguza ku meefuga-DP
Bya Prossy Kisakye, Ekibiina kye byóbufuzi ekya Democratic Party kigamba nti bannauganda tebalina nsonga kwebayinza kusinzira kujaguza mefuga. Olunaku olwaleero Uganda lwewezeza emyaka 59 egyamefuga emikolo gibadde ku kisaawe e Kololo wansi womulamwa ogugamba nti okulwanirira ebiseera ebyomusaaso okuyita mu kyukyusa endowooza. Wabula mu kiwandiiko […]
Kabaka akuutidde abakulembeze okukuuma eddembe lyóbuntu
Bya Prossy Kisakye, Ssabasajja kabaka wa Buganda asabye abakulembeze okuyigira ku byafaayo okusobola okukulembera obulungi bannansi mu mazima nobwenkanya. Empologoma okwogera bino abadde ku mikolo egyokujaguza amefuga ga Buganda agomulundi ogwa 59 mu lubiri lwe. Ono agambye nti sikyabugunjufu okukumpanya ensimbi zomuwi womusolo awatali kubawa […]
Museveni asiimye bannaddiini okutumbula enkulakulana
Bya Prossy Kisakye, Omukulembeze weggwanga Museveni atendereza bannaddiini okwokuva mundowooza ennafu ne ntalo ne batandika okutumbula endowooza ya gavt ya NRM eyókukyusa bannansi Pulezidenti okwogera bino abadde mu kusaba kwe ggwanga okwomulundi ogwa 23rd mu makage e Entebbe okutambulidde wansi wómulamwa ogugamba nti okuba abóbuvunanyizibwa […]